Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Gavumenti egwana ebangewo ensawo okuyamba abaana babatemuddwa

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti esabiddwa okubangawo ensawo okuwagira family zabantu abazze bawambibwa nokutibwa mu gwanga. Guno gwemulanga ogwakubiddwa abenganda naddala ababkyala abattiddwa, mu kusaba okubaddewo akakungeezi akayise okwategekeddwa abekiwayi kyabakyala mu kibiina kya Forum for Democratic Change. Abenganda baategezeza nti batubidde anabaena ba mulekwa nga kyenkana balemereddwa okubasomesa nokubaliisa, nga betaaga gavumenti okubakwatizaako. Wabula yye President wa FDC Patrick…

Read More

Eyabadde awambiddwa e Mukono poliisi emutasizza

Bya Ritah Kemigisa Poliisi eriko omukazi Dorothy Athieno gwenunudde okuva mu buwambe, nga kigambibwa nti ababdde bamuwambye bakozesezza omukisa okuba nti talina mulimu nebamulimbalimba nga bwebabadde bagenda okumuwa omulimu. Ono owemyaka 19 okuva mu bitundu bye Kakiri e Jinja poliisi egamba nti yagoberedde ssimu okuva ku Mayanja Muhamad eyamukubidde ngamusibizza omulimu. Ono kigambibwa nti yamusubizza omulimu ogwokutunda mu…

Read More

Poliisi ekutte ababadde bawambye omusubuzi

Bya Sadat Mbogo Police mu district y’e Gomba eriko abasajja 3 beggalidde nga kigambibwa nti baawambye omusuubuzi n’ekigendererwa ekyokufuna ensimbi okuva mu boolugandabe. Ayogerera police mu bitundu bya Katonga, Joseph Musana agambye nti abakwate bawambye Bendicto Nsodho owemyaka 40, omusuubuzi w’eddagala ly’ebirime ku kyalo Kimwanyi mu ggombolola y’e Mpenja nga baamuwambidde Kampala ku olw’okutaano. Abaamuwambye oluvannyuma baakozesezza essimu…

Read More

Ababaka batabuse olwo’butawereza bantu abatalina ndaga muntu

Bya Kyeyune Moses Omubaka wa Bugabula South Henry  Kibalya akayukidde gavumenti enyonyole ku kyasaliddwawo nti atalina ndaga muntu ssi wakuweebwa buwereza bwa gavumenti obwenjawulo. Omubaka asinzidde ku byafulumidde mu lupapula lwa Daily Monitor olwaleero, ebyalaze nti waliwo opkutya absinga bandirekebwa ebbali mu okufuna obuwereza. Wabuila mu kwanukula Minister omubeezi owensonga zomunda mu gwanga Obiga Kania ayambalidde ebitongole bya gavumenti…

Read More

Kadaga atadde gavumenti ku nninga ku kiwamba bakyala

Bya Moses Kyeyune File Photo: Omukubiriza wa Palamenti ya uganda Omukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga yemulugunyizza ku kiwamba nekitta abantu ekisisse mu gwanga. Kadaga bwabadde ayogerer mu lutuula lwa palamenti akawungeezi kano agambye nti kuno kutyoboola bakyala abataliiiko musango. Speaker kati atadde gavumenti ku nninga okunyonyola palamenti byebakoze okulwanyuisa ebikolwa bino okubimalawo. Bino webijidde nga gavumenti mu bbanga eriyise ezze…

Read More

Abasawo eb’ekinansi bakukolagana ne polisi mu kulwanyisa obuzzi bw’emisango.

Bya Mbogo Sadat Abasawo b'ekinnansi mu ggwanga basabye ssaabaduumizi wa police mu ggwanga Martins Okoth Ochola akolaganire wamu nabo okulwanyisa ebikolobero ebigenda mu maaso mu ggwanga. Bano bagamba ssinga watondebwawo akakiiko akanonyereza nga kalimu abasawo b'ekinnansi n’abapolisi kyakuyamba nnyo okuziyiza ebikolwa eby’ettemu, okuwamba abantu, okukwata abakazi n'ebirala. Dr. Yahya Ssekagya, nga ono y’akulira ettendekero lya basawo b'ekinnansi erya…

Read More

Abade omuwandiisi w’ekitongole ekiramuzi awadeyo yaafesi.

Ruth Anderah. Abadde  omuwandiisi w'ekitongole ekiramuzi  kaakano omulamuzi Paul Gadenya  leero lwawadeyo yafesi ye eri abadde omuwandiiisi wa kooti enkulu Isaac Muwata nga ono yamudidde mu bigere. Justice Gadenya ono yakuzibwa nafuulibwa omulamuzi wa kooti enkulu era akakiiko akakola ku by'ekiramuzu nekalonda  Muwata okudda mu kifo kino. Omukolo ogw'okuwaayo office eno gukoleddwa ssabalamuzi we gwanga Chief Justice, Bart…

Read More

Oluguudo lwe Nakalama-Tirinyi- Mbale lusalidwako amazzi.

Bya Samuel ssebuliba. Ekitongole ekikola ku by’enguudo  ekya Uganda National road authority UNRA kirabude abantu abakozesa oluguudo olugatta Nakalama-Tirinyi- ku Mbale okugira  nga balwesonyiwa kubanga mukaseera kano amazzi galusazeeko. Twogedeko ne Allan Ssemppebwa nga ono yamyuka ayogerera ekitongole kino  nagamba nti oluguudo luno naddala mukitundu awakyadabirizibwa lwonna lujudde mazzi, kale nga sikyangu kyakuluyitamu. Ono agambye nti mu kaseera…

Read More

Kazoora bamukutte aganda Luzira

Bya Ruth Anderah Kitunzi David Kazoora amanyiddwa nga J. Kazoora asimiddwa emyezi 6 mu kkomera e Luzira oluvanyuma lwokulemererwa okusasula loam ya banka ya bukadde 53 obwa shilling. Kazoora kitegzeddwa nti akwatiddwa olwaleero ku Lugogo by-pass by ba wanyondo ba kooti okuva mu Tuskem Associates abamaze ebbanga nga bamulinnya akagere nga yebulankanya nokqebalaba okusasula. Kazoora kiganmbibwa nti yalya loan…

Read More

Omukazi attiddwa e Kireka

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze mu Acholi Quarter mu Kireka D e Namugongo mu district ye Wakiso baguddemu entiisa bwebagudde ku mulambo gwo’mwana omuwala atemera mu myaka 20 nga gwasuliddwa mu nsiko ku ttaka lya SDA Church e Kireka. Kitegezeddwa nti wabaddewo omwana alabye omulambo guno era yatemezza ku batuuze, abasutikiddemu. Omugenzi ategerekeseko erya Everline ngabadde yasooka nga kigambibwa…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play