Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Ogwa Kitatta gutandise

Bya Ruth Anderah Omuyima wa boda boda 2010 Abudalla Kitata kooti yamagye egaanye okumuwa okweyimirirwa wali e Makindye. Ssnetbbe wa kooti eno Lt. Gen Andrew Gutti ategezeza nti Kitata avunanibwa meisango minenen nnyo kalenga bandimuyimbula nadduka obutadda. Lt. Gutti era alamudde Kitata olwokuba abaddenga nekolagana eyamanyi ne poliisin okumala ebbanga kyandogotaanya okunonyererza okugenda mu maaso…

Read More

Abakazi ba FDC bakwekalakaasa

Bya Ivan Ssenabulya Abekiwayi kyabakyala mu kibiina kya FDC bazeemu okubanja gavumenti, obwenkanya ku kiwamba nekitta bantu omuli nabakyala mu gwanga. Bano batongozza kawefube gwebatuumye “ekimala kimala” nga bategese nokwekalakaasa okwemirembe nga 21st June mu kibangairizi kya ssemateeka wano mu Kampala. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekibiina e Najjanankumbi mu Kampala, omwogezi wekiwayi kyabakyala amu kibiina Sarah…

Read More

Okuzimba ebibangirizi by’abannamakolero sibyakuyamba.

Bya Ben Jumbe. Banabyanfuna bakolokose entekkateeka za government ez’okuzimba ebibangirizi by’abanamakolero ebirara okwetoloola egwannga lyonna. Bino bigidde mukaseera nga government eyagala kuzimba ebifo ebiwerere dala 22 ng’omu kukaweefube owokusitula eby’amakolero mu gwanga Twogedeko ne Dr Fred Muhumuza nga  ono mukugu mu by’enfuna n'agamba nti bamusiga nsimbi tebeetaga bibangirizi by'amakolero byokka, wabula beetaga embeera enungi gyebayinza okukolerelamu emirimo gyabwe. Ono…

Read More

Minisitule efunye esuubi mu balimisa abapya abaakawandiisibwa.

Bya Ben Jumbe. Minisitule  ekola ku by’obulimi eraze esuuubi nti abalimisa abapya abakawandiisibwa bakuyamba nyo mukubbulula eby’obulimi ebibadde bisaanawo. Twogedeko n'akulira abalimisa mu minisitule ekola ku by’obulimi nga ono ye Beatrice Byarugaba  n'agamba nti bakafunayo abalimisa 3000, newankubadde baali beetaga  5000. Ono agamba nti minisitule bano egenda kubawa buli kyetagusa basobole okutuukira dala kubantu ababeetaga

Read More

Abayekera ba South Sudan bazeemu okuwamba abasubuzi ba uganda.

Bya Samuel Ssebulib. Abasubuzi ba Ugandan abakolera mu gwanga lya South Sudan basabiddwa okubeera ebegenderezza kubanga obutali butebenkevu buzeemu okweyongera nadala kunguudo ezoolekera ekibuga Juba okuva e Uganda. Kuno okulabula kugide mukadde nga abagambibwa okubeera abeyekera bakawamba  abantu 2 abaali mu kimotoka ky'abasubuzi, nga bano baatwaliwabwa bwebaali bayita mu kitundu ekimanyiddwa nga Tumbura. Twogedeko ne Byrone Kinene nga…

Read More

Abadde ajjamu abakazi embuto bamukutte

Bya Abubaker Kirunda Poliisi e Buikwe ekutte omusajja owemyaka 52 nga kigambibwa nti yayambyeko okujjamu olubuto. Omukwate mutuuze ku kyalo Kyamabale ekisangibwa mu Town Council ye Buikwe. Omwogezi wa poliisi mu ttundutundu lya Hellen Butoto ategezeza nti omukwate yali musawo e Buikwe wabulanga abadde aliko emirimu gyakola mu kimpukumpuku okuyambako abakzi okujjamu embuto. Ono okukwatibwa kyadiridde okujjamu omuyizi olubuto…

Read More

Kamoga bamummye okweyimirirwa

Bya Ruth Anderah Eyali akulira abayisiraamu aba-Tabliq mu gwanga Amir Sheikh Yunus Kamoga kooti ejjulirwamu egaanye okumuwa okweyimirirwa. Sheikh Kamoga ali ku kibonerezo kyakusibwa mayisa ku misango gyobutujju egyamusingisibwa kooti enkulu ewozesa ba kalintalo. Mu nnamula ye omulamuzi Christopher Madrama asibidde ku awo wennyini, nga bweyalamula wiiki ewedde ku musango gwa Sheikh Siraje Kawooya eyali asabye naye okweyimirirwa. Kooti ejunguludde okusaba kwa Sheikh…

Read More

Abalina emigabo mu UMEME bagobye Bigirimaana

Bya Ndaye Moses Abalina emigabo mu kitongole kyamasanyalaze ki UMEME bagobye erinnya lyomuwandiisi owenkalakalira mu ministry yekikula kyabantu Pius Bigirimana eribadde lireteddwa, okubeera omu kuba director. Ba shareholders mu ttabameruka waabwe aatudde ku Sheraton Hotel mu Kampala balonze awatali kwesalamu, nebagoba Bigirimana obutatuula ku board. Bigirimana erinnya lye libadde lireteddwa abekitobgole kya National Social Security Fund nga bebamu…

Read More

Abaali ababaka baddukidde ewa sipiika nga bakaaba bwavu

Bya Kyeyune Moses Obwavu obufumuka ngevvu nokusomozebwa mu bulamu obwabulijjo abamu ku baliko ababaka mu palamenti badukidde ewomukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga nga basaba buyambi. Bano bakulemeddwamu eyali ssabawoereza wa gavumenti Joseph Ekemu eyawererza ku mulembe gwa President Museveni, mu biseera bye ebyasooka. Ekemu yali akirira ssza lye Kaberamaido, atenga abalala kuliko Beatrice Lagada, Abura Kene Francis, Anthony…

Read More

Gavumenti ya’kusalawo kubya UMEME mu 2021

Bya Ritah Kemigisa Ministry yamasanyalaze nebyobugaga ebyomu ttaka etegeezezza nti yakusalawo oba ekitongole kya UMEME kyakusigala nga kyekikola ku byamasanyalaze mu gwanga oba nedda mu mwaka gwa 2021. Bwabadde ayogerako eri banamawulire olwaleero ku byebakoze mumanifesto ya NRM mu mwaka okuva mu 2016, minister wamasanyalaze Eng. Iren Muloni agambye nti ekyokugoba UMEME ssi nsonga ntono, wabulanga 2021…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play