Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Abatuuze bawakanyizza eteeka ku bulungi bwasi.

Bya Sadat Mbogo. Abatuuze mu Mpigi Town Council bavuddeyo nebawakanya enteekateeka ey’akuyisa eteeka ely'okukola bulungi bwansi ow'obuwaze. Bano nga bakulembeddwamu Lule Hamis batuuzizza olukiiko  nebagamba nti obumu kubuwaayiro mu teeka lino  bwakubanyigiriza. Bano bagamba nti abakulu okulagira nti buli muntu wakuwaayo essaawa bbiri okukola bulungibwansi buli lunaku kyakukosa emirimu n'enfuna yaabwe era basabye bakikolenga wakiri olunaku lumu…

Read More

Brig. Kasirye Ggwanga afuuse General.

By samuel ssebuliba. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni aliko abakulu mu magye g'egwanga aga UPDF baakuzizza , nga kuno kwekuli Brigadier Kasirye Gwanga kakano afuuse  Major General. Abakuziddwa bonna omugate bali 1,384 , nga  bano okusinga beebo abamadaala abawagalu. Kati tutegeezeddwa nti  kasirye  Gwanga  oluvanyuma lw'okukuzibwa agenda kuwumulirawo Ekiwandiiko kyetufunye okuva ew’omumyuka wayogerera amagye ge gwanga Brig Richard Karemire…

Read More

Abazadde baagala amasomero ga Bridge gaggulwe.

Bya Ndaye Moses.     Abazadde abalina abaana mu masomero aga Bridge international  agaze gagalwa bategeezeza nga bwebaagala okuwayaamu ne minisita akola ku by'enjigiriza Janet Museveni  boogere ku nsonga y'amasomero gano agasoba mu 60  agaze gagalwa. Bano nga bakulembedwamu ssabawandiisi w'ekibina ekitaba abazadde nabasomesa ekya National Parent’s & Teachers’ Association  Nasazi Nowerina basabye government okukyusa mu nkola egenda…

Read More

Banabyabufuzi basanyikidde okugobwa kwa Kayihura.

Bya Ritah kemigisa.   Amangu dala nga omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni yakakyusa sabapolice we gwanga Gen Kale Kayihira , ko ne minisita  akola ku butebenjevu Gen Henry Tumukunde  ,nakati bannabyabufuzi bakyagenda mu maaso n’okujaganya olw’amawulire gano. Olunaku pulezidenti  yalonze Martin Okoth Ochola nga ssabapolisi, songa minister akola ku butebenkevu ye Gen Elly Tumwine Twogedeo ne Pulezidenti t…

Read More

Lumumba asabye obumu mu kibiina

Bya Benjamin Jumbe File Photo:Abakulira ekibiina kya Nrm ngabogeera Ssabawandiisi wekibiina kya NRM Justine Kasule Lumumba asabye wabeewo obumu mu kibiina, nokukomya okwogera kuno na kuli. Bino abyogeredde mu Jinja East gyabadde agenze okunonyeza  Nathan Igeme Nabeta akalulu mu kwetegekera akalulu akokuddibwamu akabindabinda. Eno sabye abaayo okukola enkalala ezaabo abakoseddwa, nga kigambibwa nti abamu ku bana-NRM baatulugunyibwa aba FDC…

Read More

Bishop Kazimba asomozza abayivu

Bya Ivan Ssenabulya Obuyigirize butekeddwa okutekatyeeka abantu kulwe nkyukakyuka empya mu bulamu ate nokukyusa abalala. Buno bwebubadde obubaka bwomulabirizi we Mityana Bishop Kazimba Mugalu, bwabadde akulembeddemu amattikira agomulundi ogwe 18th aga Uganda Christian University e Mukono. Avumiridde obwonenofe mu nsi nemizze nga enguzi, nagamba nti buvunanzibwa bwabatikiddwa okukusa ebitundu byabwe. Mu bubaka obulalal, ssabalabirizi we kanisa ya Uganda nga…

Read More

Aba FDC balumbye poliisi olwo’kubesamba mu kugaba omusaayi

Bya Sam Ssebuliba Abekibiina kya FDC balumbye police olwokukyusa ekiffo webabadde bategekedde okugaba omusaayi, olwaleerop nga bagamba nti kandiba nga kabaddi kagenderere okubekutulako. Police mu kusooka bagamba nti baali bakanyizza ne FDC okugabira omusaayi ku city square, mu masekati gekibuga wabula oluvanyuma bakyusizza okudda e Bwebajja kulwensonga etanamanyika. Bwabadde ayogerako naffe Sarah Eperu omwogezi wekiwayi kyabakyala mu FDC…

Read More

Gavumenti esabiddwa ku byokwerinda

Bya Sam Ssebuliba Gavumenti esabiddwa mungeri eyobwangu okukola ku butakanya ne ndoliito eziri wakati webitongole ebikuuma ddembe mu gwanga. Kino kijidde mu kadde, ngomuwala Suzan Magara eyali yawambibwa yazuliddwa nga yattibwa ekyalese nga kiwawaza egwanga. Okusinziira ku akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Winnie Kiiza, tewali kukwatagana wakati wa poliisi nabekitongole ekikessi aba CMI. Kati agamba okwerumaruma nga kuno…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play