Bya Malik Fahad.
EBukomansimbi waliwo amasomero 12 agagaddwa , nga gano gano kigambibwa nti tegalina bisanyizo.
Amasomero agagaddwa kuliko St John Misenyi, Kyakamunya primary school, St Kizito Primary School, ko ne Aunt Marry primary school ko n'amalala.
Twogedeko ne Fred Mutebi nga ono yakulira okulambula amasomero mu bitundu bino n'agamba nti bano baludde ebanga nga babalabula , kyoka…
Bya Kyeyune Moses.
Kukono ye Martin Okoth Ochola, mumasekati ye Gen Elly Tumwine ate kudyo ye Brigedier Muzeyi Sabiti.
Minister omujja agenda okukola ku by’obutebenkevu bwe gwanga Gen Elly Tumwine wetwogerera amaze okugasimbagana n’akakiko akasunsulamu abalonde ba president aka parliament.
Mukwogera Gen Tumwine ategeezeza nga akatuubagiro akali mu by’okwerinda bwekeetaga enkawatagana wakati wabanayuganda, ko n'ebitongole ebikuuma dembe, sosi…
Bya Shamim Nateebwa.
Abazadde b’omwana ow'emyezi etaano basobedwa eka nemukibira oluvanyuma lw'omwana waabwe okutandiika okuvunda omubiri gwona , nga bagamba nti kino kyatandika oluvanyuma lwokukubwa empiso enkyamu
Bano batuuze be Kyagwale mu district ya Hoima ,era nga omwana eyakubwa empiso ye Byamukama Ivan .
Okusinziira ku taata w’omwana ono Steven Kasigwa ,omwana wabwe yakubwa eddagala lya queine…
Bya Abubaker Kirunda.
E Bugiri police ekutte abantu 2 nga bano bagambibwa okubba omuceera okuva mu company eya Kibimba.
Bano kigambibwa nti balina ekibinja kinene, era nga baludde nga bagenda mumuceera gwa kibimba nebakungula mu budde bwekiro.
Kati ayogerera police yeeno James Mubi agamba nti bano ono bagenda kubitebya mubuga z'amateeka.
Bya Samuel ssebuliba.
Ababaka ba palamenti abava mu buvanjuba bwe gwanga bazeemu okuteeka government kuninga nga baagala ekole oluguudo olwa Nakalama –Tirinyi –Mbale lw’ebagamba nti luli mu mbeera mbi.
Kinajukirwa nti okukola oluguudo luno kwali kwaweebwa aba company ya Dot Service mu 2015, kyoka kontulakiti neebagibwako nga bagamba nti omulimo gubalemye.
Kati twogedeko n'ababaka okuli ow’e Kabweri …
Bya Shamim Nateebwa
Abaziggu abatanategerekeka bazingizza abadde omwogezi wekibiina kya Boda boda 2010 mu divizoni y’e Kira nebamutta nebakuliita ne boda ye.
Isma Mubiru abadde akola nomugenzi ku stage ya Railway e Kireka ategeezezza nti abazigu abataategeerekese munnaabwe baamuwambye okuva mu maka ge nebamutwala gye bamukubidde ennyondo ku mutwe eyamutitddewo oluvannyuma ne bakuuliita ne pikipiki ye gyabadde…
Bya Shamim Nateebwa
File Photo: Mayega nga yogera
Mungeri yokutukirizza obuvunanyizibwa, bwokuddabirizza Twekobe ssentebbe wolukiiko Godfrey Kirumira kulwa banne, atandiise omulimu.
Kirumira ategeezezza nti bagenda kukola Twekobe ebeere nga g’emaka ag’ennono agasinga ekitiibwa ku lukalu lw’Omuddugavu.
Mungeri yokusosowazza ebikujjuko bya Jubilewo Kabaka yayungudde basajja be enkwatangabo okukulemberamu omulimu gw’kuyooyoota Twekobe okugituusa ku mulembe gw’ensi yonna bagimukwase nga July 24…
Bya Ivan Ssenabulya
Abekibiina kya Democratic Party balayidde okuzira akulul kekikungo, ku kwongeza ekisanja kyomukulembeze we gwanga okuva ku myaka 5 okudda ku myaka 7.
Ssenkaggale wa Nobert Moa abadde ayogera ne banamwulire ku wofiisi zekibiina mu Kampala nagamba nti, bino byebimu ku bigenda okutesebwako mu lutuula lwa NEC babage entekateeka yokuwakanyamu akalulu kano.
Ategezeza nti tebagenda kuwagira…
Bya Kyeyune Moses
Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago asabye akakiiko ka palamenti akensonga zobwa Presidenti obutakirza tteeka erye nnongosererza erya kibuga era KCCA Amendment Bill, 2017 ngayongedde nalabula nti tteeka bbi nnyo era lyabulabe.
Lukwago abadde alabiseeko neba kansala ba KCCA mu kakiiko akakubirizibwa omubaka omukyala owa district ye Adjumani Jesca Ababiku okwenyonyolako nokuwa endowooza zaabwe…
Bya Ruth Anderah
Abantu 10 abavunanibwa okutemula eyali omwogezi wa polisi mu gwanga Andrew Felix Kawesi basabye omulamui wa kooti ento etuula e Nakawa okugoba emisango ejibavunanibwa kubanga oludda oluwaabi lulemesezza okuwulira emisango gino okutandika.
Omuwaabi wa gavumenti Joyce Anyango asoose kutegeeza omulamuzi Noah Sajjabi nti okunonyererza kukyagenda mu maaso kalenga betaaga obudde omusango gwongezebweyo, munnamateeka woludda…
