Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Abaserikale babiri battidwa e kawempe.

Bya Andrew Baagala.   Wano e Kawempe agavaayo galaga nga abaserikale babiri aba bwebatiddwa nemundu zaabwe nezitwalibwa Abattidwa kuliko Mark Habyara  ne  Constable Otim  nga  bano okugya ku mitawaan babade bakola potolo mubudde bw'ekiro. Ayogerera police mu kampala n'emiriraano Luke Owoyesigire agambye nti bano battidwa mu  Kizza Zone wabula  nga abaserika  bagenze okutuukawo nga abatemu baduse ne mundu zino. Kati…

Read More

Abe Kangulumira e Kayunga bagudde ku mulambo

Bya Eria Lugenda Abatuuze be Kavule mu gombolola ye Kangulumira mu disitulikiti ye Kayunga bakubiddwa enkyukwe bwebagudde ku mulambo gwa mutuuze munabwe nga atemedwatemedwa. Okusinziira ku batuuze, omugenzi Kyeroba Anthony owemyaka 47 asangiddwa mu kitaba ky’omusaayi nga ngomulambo gwasulidwako akagaali ka maanyi ga kifuba akabaddeko n’enkota z’amatooke ku mabbali. Kirowozebwa nti abadde amatooke agabye mu lusuku lwomu ku batuuze,…

Read More

Eyafunira akabenje ku mulimu ali mu mbeera mbi

Bya Ivan Ssenabulya Omuvubuuka awanjagidde ebitongole ebirwanirira eddembe lya'bakozi ne ministry yensonga zabakozi okumuddukirira oluvanyuma lwokufunira akabenje ku mulimu. Geofrey Musiitwa owemyaka 21 nga mutuuze ku kyalo Upper Kauga e Mukono agamba yali mukozi mu kampuni ya Biyinzika Poultry International e Ntenjeru wabula ki tractor kyamutomera nafuuna obuvune mu kifuuba bwebali ku faamu nga 21 Niovemba wa…

Read More

Bakaleke bamuyise mu kooti

Bya Ruth Anderah Omuddumizi wa poliisi mu Kampala South, Hajji  Bakaleke Siraje ayitiddwa mu kooti enkulu ewuliriza egye ttaka okwanukula ku isango egyamuguddwako omusubuzi Kagga Moses Bbira nga byekuusa ku nkayana ku ttaka erisangibwa e Nsangi eribalirirwamu obukadde bwa Uganda 51. Okusinziira ku biwandiiko ebimuyita ziyite sammons, Bakaleke alina ennaku 15 okwanula ngatekayo okwewozaako kwe. Kagga alumiriza Bakaleke nekitongole…

Read More

Gavumenti ya Uganda okukolagana no’bukulembeze bwa South Africa obugya

Bya Sam Ssebuliba ne Damalie Mukhaye Gavumenti ya kuno esubizza okukolagana nobukulembeze bwe gwanga lya South Africa obugya, oluvanyuma lwokulira kwa Jacob Zuma. Bwabadde ayogerako naffe minister omubeezi owensonga ze bweru Henry Okello Oryem ategezeza nti gavumenti ya Uganda yakuteeka ekitibwa mu kusalawo kwekibiina ekiri mu buyinza mu gwanga eryo ekya ANC Agamba nti kyebatunuliidde kwekunyweza enkolagana ebaddewo…

Read More

Abasomesa mulambike abaana nga balonda amasomero gyebalaga.

Bya Damali Mukhaye .     Ministry ekola ku by’enjigiriza esabye  abakulu b’amasomero okutandika  okulambika abaana baabwe ku masomero gebalina okusaba , nadala ku mutenedera ogwa P.7 ne S.4. Twogedeko  n’akulira akakiiko akasunsulamu abaana bano mu ministry ekola ku byobulamu Kule Benson n'agamba nti abaana abamu bamala gasaba amasomero nga tebafudeeyo oba banatuukiriza obubonero obwetagisa mu masomero gebasabye  okukakana…

Read More

Palamenti etegese sabiiti namba ey’ebyobulamu.

Bya samuel Ssebuliba. Tutegeezeddwa nga paraliment bwegenda okutegeka Parliamentary health week, nga eno etandika nga 20th - 23rd February 2018. Sabiiti eno egenda  kugulibwawo n’okutambula ku lw’okubiri lwa sabiiti egya era nga speaker wa parliament ya uganda yaagenda okusimbula okutambula kuno. Sabiiti eno egenderedwamu kulaba nga bannayuganda bamanya edembe lyabwe ku by'obulamu, engeri y'okulwanyisamu mukenenya, okuwa abantu  omukisa…

Read More

Aba Rotary n’edwaliro lya Nsambya baakujanjaba kookolo ku bwerere.

Bya Shamim Nateebwa. Aba Rotary  Club Uganda, wamu n'abakulira eddwaliro lya Nsambya, olwaleero baliko kawefube gwebatandise ow'okujjanjaba, okwekebejja n'okuwa amagezi abantu abalina obulwadde bwa kookolo  ku obwerere. Bano bagamba nti ekizibu kya kookolo mu Uganda, kyongedde okugoya abantu naye nga obuzibu buva kubannansi obutamanya kyakukola okwetangira kizibu kino. Sister Stella Namatovu, akulira eby'emirimu mu ddwaliro lye Nsambya, agamba…

Read More

Omwalo gwe Bukasa gwakuggwa mu 2020.

Bya samuel Ssebuliba.   Ministry ekola ku by’okuzimba etegeezeza nga bwesuubira okumaliriza okuzimba omwalo gwe  Bukasa ogw'okulukalu obutasukka mwaka 2020. Kinajkirwa nti omulimo guno ogw’okumalawo  obukade  bwa dollar 180  guludde nga tegutandika nga kino kyava ku batuuze abaali kutaka okusooka okugaana okusenguka Bwabadde ayanja entekateeka egenda okugobererwa mu kuzimba omwalo guno minister - Eng. Ntege Azuba  agambye nti buli…

Read More

Museveni alabudde ababba ensimbi zababundabunda

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni akungudde eddoboozi eri abo ababba ensimbi zabanoonyi bobubudamu. Presidenti Museveni okulabula bwati abadde ku nnimiro ye eya Kawumu presidential demonstration gyasiibye olwaleero. Kino kidiridde abakulu bekibiina kyamawanga amagatte okwemulugunya ku kubulankana kwensimbi ze mponzi naddala mu wofiisi ya ssabamainista. Ategezeza nti abanzulibwa nobukakafu obuluma bakuvunanwa, nagamba nti bano era betekako…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play