Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Banamawulire balabuddwa okwegendereza obukambwe bwa Police .

Bya Samuel ssebuliba. Banamawulire ba uganda balabuddwa  okutandiika okubeera eb'egendereza mubuli kyebakola okwewala okusikambulwa police nga bwebitandise. Kuno okulabula wekugidde nga munamawulire wa vision group Charlse Etukuri kyajje ayimbulwe okuva mu buwambe gy'abadde, omukozi w'okuradio amanyiddwa nga kamagu akyali mu komera, n'abalala bangi abalozezza kubulambwe bwa police. Kati twogedeko n omukwanaganya wa Human rights network for journalists…

Read More

Kooti ye kibuga kye mukono yakutandika okukola.

Bya Ivan Ssenabulya.   E mukono kooti egenda okutuuka ku kitebe ky’ekibuga kino  tutegeezeddwa nga bwegenda okutandika nayo okukola emirimo gyayo. Kinajukirwa nti ekibuga kino ekye Mukono kyasalawo okutondawo kooti eno okusobola okukendeeza kubudde obutwaliba nga batambuza abasibe okubatwala mu makooti agaabulijjo Twogedeko ne mayor we mukono Fred Kagimu  n'agamba nti bano okusinga bagenda kukola ku misango egy'okumenya amateeka…

Read More

Ensinga z’abasibe obutalonda zitwalidwa mu kooti.

Bya  Ruth Anderah. Waliwo munna- Uganda adukidde mu kooti nga ayagala abasibe mu uganda bakirizibwe okutandika nabo okulonda nga banabwe abalala abali ebweru. Steven Kalali,yadukidde mu kooti nga agamba nti akakiiko k’ebyokulonda kagwana kakirize abantu bonna abalina emyaka 18 okwetaba mu kulonda nga tebasosodde bali mu komera. Ono  mungeri yeemu ayagala nebannayuganda abali e bunayira  bakirizibwe okulonda nga…

Read More

Abakungu ba kooti yensi yonna bataka mu uganda.

Bya samuel ssebuliba. Ekiwayi ky’abanamateeka  okuva mu kooti y'ensi yonna etuula mu Hague bataka mu uganda mwebagenda okumala enaku taano, nga bano bagenda kwetegereza ebikoloberi ebyakolebwa e Gulu and Lira. Bano mukujja bakulembedwamu akulira amawanga ganamukago nga  ono ye mulamuzi O-Gon Kwon,  akulira ensawo edukirira abaakosebwa ebikolobero Pieter de Baan n’omubaka wa Ireland mu Hangue Kevin Kelly. Twogedeko…

Read More

Ebibuuzo bya siniya ey’omukaaga bifulumizibwa nkya.

Bya Dmali Mukhaye. Ministry ekola ku by’enjigiiza etutegeezeza nga olunaku olw'enkya bwegenda okufulumye ebyava mu bibuuzo eby'abaana aba S.6 abaatula omwaka oguwedde ogwa 2017. Leero ekitongole ekya UNEB lw'ekigenda okuyitiramu minister kungeri ebibuuzo bino gyebyatambulamu , nga kw'ogase n''engeri abaana gyebaayitamu. Twogedeko n’omwogezi wa ministry eno Patrick Muyinda n'agamba nti buli kyetagisa kiwedde era nga ekisigadde kwekubifulumya mu…

Read More

Ekanisa evumiridde engeri Kirumira gyeyakwatibwamu

Bya Ivan Ssenabulya Omulabirizi we Mukono alaze obweralkirivu olwembeera eyo'bunkenke mu gwanga, ngagamba nti bann-Uganda tebakyakaksa bukuumi gyebali. Omulabirizzi James William Ssebagala agamba nti nabanene mu gavumenti ate balajana ekireese abasigadde nga tebamanyi oba ddala balina obukuumi. Asabye gavumenti okukola ku nsonga ze'byo'kwerinda bunambiro. Ate Provost wa Lutikko Rev.John Ssebudde avumiridde ekitongole kya police kungeri gyebayisaamu eyali omuddumizi wa poliisi…

Read More

Akabenje kasse babiri e Mpigi

Bya Sadati Mbogo Police y'ebidduka e Mpigi eriko ddereeva w'emotoka gweyigga oluvanyuma lwokukola akabenje akasse abantu babiri amakya ga leero mu nkuba etonnya. Ayiggibwa ye Manisuuli Mugalu abadde avuga mmotoka ekika kya forward ey'omusenyu namba UAX 379/U etomereganye ne Lorry Isuzu namba UBA 208/R mu kibira ky'e Mpanga okumpi n'aka tawuni ke Kalagala ku luguudo oluva e…

Read More

Bamukutte lwakutta muwala we

Bya Abubaker Kirunda Police e Jinja eriko omusajja owemyaka 36 gwekutte ku bigambibwa nti yatemudde muwala we. Omukwate poliisi emumenye nga Mawazi Bogere omutuuze ku kyalo Buwekula mu ggombolola ye Mafubira nga kigambibwa nti yakidde muwala we owemyaka 14 namukuba okutuusa okumutta, ngamulanga okutetera nobulenzi. Omukwate wabula kigambibwa nti omusango yaguzza omwaka gumu emabega, wabula yalabiseeko, abasubuzi mu…

Read More

Ogwa Gashumba gutandika 26

Bya Ruth Anderah Kooti ya Buganda Road etaddewo olwanga 26th Feb okutandika okwuliririza omusango gwobufere nokwefuula kyatali oguvunanaibwa Frank Gashumba omutapusi wensonga zino na ziri ne Muganda we Innocent Kasumba. bano bavunanibwa nomukozi mu kampuni yebyobulambuzi Ismail Kiyingi  olwokweyita abakungu mu ministry yebyokwerinda nebanyaga bnanasi be gwanga lya Netherlands 2 ensimbi . oludda oluwaabi lugamba nti aboluganda ababiri 2…

Read More

Aba FDC bazeemu okubanja gavumenti ku kitta bakyala

Bya Damalie Mukhaye Abekibiina kya FDC batanudde okubanja obwenkanya eri abakyala abattibwa mungeri eyomujjirano mu bitundu bye Nansana ne Entebbe mu district ye Wakiso. Amaloboozi gaabwe gaze ngegwanga lyetegekera okukuza olunnaku lwabakyala. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekibiina e Najjanakumbi, omwogezi wekiwayi kyabakyala Sarah operu ategezeza nti mpaawo kyali kitukiddwako waddenga bawulira nti aba FBI begattako okunonyereza. Ono…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play