Bya samuel ssebuliba.
Ababaka ba parliament eya East African abava mu uganda bakubaganye empawa ku ky'okukiriza egwanga lya Somalia okwegatta ku mukago guno.
Kinajukirwa nti abakulembeze b'amawanga gano bwebanaaba bali mu tabamiruka agenda okutuula wano 28th basubirwa okutesa ku nsonga eno oba enaasoboka.
Kati twogedeko n’omubaka okuli Susan Nakawuki, nagamba nti kino singa kikolebwa kyakukiriza abatujju okusala amangu…
Bya Ritah Kemigisa.
Tukitegedeko nga Offices z’ekibiina ekya Human Rights Awareness and Promotion Forum wano e Namirembe bwezirumbiddwa abantu abatanamanyika nebatuusa obuvune kubakuumi, wabula mpaawo kyebabye.
Okusinziira ku amyuka akulira ekitongole kino Anthony Mutimba abakuumi 2 ababadewo balumziddwa era nga kaakano banyiga biwundu wali e Nsambya.
Mutimba agamba nti ekigendererwa ky’abantu bano tekinamanyika , kubanga eby’omugaso byonna mpaawo…
Bya Ruth Anderah.
Kooti y'amagye etuula Embuya leero etudde okuwulira emisango egivunanibwa ayali akulira ekiwayi ekya Bodaboda 2010 Abdallah Kitatta nabalala 12 , nga bano bavunibwa emisango okuli egy'obutemu, ko n'okusangibwa n'ebyambalo by'amajje .
Amakya ga leero munamateeka wa kitata Joseph Kiryowa ko n'aboluganda lwa kitata 5 beebokka abakiriziddwa okuyingira mu kooti eno, bo banamawulire nebaggalirwa ebweru…
Bya Sam Ssebuliba
Ba wanyondo ba kooti bazinzeeko ekibanda kyemotoka ekya Pine wano ku Lumumba, nga bano bababdde bakolera ku biragiro bya insurance regulatory authority banyini ttaka lino.
Bano nga bakulembedwamuu Mutessira Moses bagamba nti etaka lino lyali lya kitongole kya insurance regulatory authority, era yeyaliwa company eya Pearl safari limited okulikolerako, kyoka nayo nerikwasa Muhamad Ssebufu.
Ono…
Bya Ruth Anderah
Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni aliko abalamuzi 14 balonze nga, 4 ku bbo bakutuula mu kooti ejjulirwamu ate abalala 10 mu kooti enkulu.
Abamu ku balondeddwa kuliko Christopher Madrama abadde mu kooti yebyobusubuzi, Steven Musota abadde atuula mu kooti enkulu, Percy Tuhaise abadde mu kooti ewuliriza emisango egya naggomola ne Ezekiel Muhanguzi eyasingisa…
Bya Damalie Mukhaye
Omuwaabi wemisango kulwekitongole kya polisi, Katherine Kusemererwa aliko emisango 2 gyajje ku eyali omuddumizi wa poliisi mu district ye Buyende, Muhammad Kirumira olwobutaba na bujulizi bumala.
Kusemererwa ategezeza nti abajulizi bebabadde nabo babadde besomye okutabanguka ssinga babakase okujulira nga balumiriza Kirumira.
Ono babadde bamulumiriza okukonjera ssbapolisi we gwanga Gen Kasle Kayihura, okukolagana nabamenyi bamateeka.
Ssentebbe wa…
Bya Ruth Anderah
Omuvubuka ow'emyaka 22 asibiddwa lw'akusangibwa na TV agambibwa okuba nga enzibe.
Wanyenya Sam nga mutuuze we Kamwokya avunaniddwa mu kkooti ya city hall mu maaso g'omulamuzi we daala erisosoka Patrick Talisuna nabyegaana.
Kati ono atwalidwa mu komera e Luzira okutuusa February 21st.
Oludda oluwaabi lugamba nti omuvubuka ono mu kiro kya January 31st 2018 e Naguru…
Bya samuel ssebuliba.
Wano mu Kampala agavaayo galaga nga bawanyondo ba kooti bwebazinzeeko ekibanda ky'emotoka ekya Pine wano ku Lumumba, nga bano babade bakolera kubiragiro ebya Insurance regulatory authority banyini taka lino.
Bano nga bakulembedwamu Mutessira Moses bagamba nti etaka lino kuvaddda lyali lya insurance regulatory authority, era yeyaliwa company eya Pearl safari limited okulikolerako , kyoka…
Bya sadat Mbogo.
Abatuuze mu bizinga by'e Buvuma beeraliikirivu bya nsusso olw'eddagala ly'ekirwadde ky'entumbi okubula mu bitundu bino kati ebbanga lya myezi ebiri .
Bano bawanjagidde government n'ebitongole eby’obwannakyewa okubadduukirira ng'ekizimba tekinnasamba ddagala.
Omubaka wa president e Buvuma, Lillian Nakaweesi asuubizza nga bwali mukukwatagana nebekikwatako okulaba nga abantu bafuna eddagala ly'entumbi.
Wabula ono alabudde abatuuze okukomyanga okweyambiranga mu nnyanja…
Bya Damali Mukhaye.
Ministry ekola ku by’enjigiriza eweze nga bwegenda okukola kyona ekisobola okulaba nga ekangavula abasomesa bonna nadala abakulu bamasomero abenyigidde mukubbira abaana ebibuuzo .
Olunaku olw’egulo abakulu mu UNEB batutegeezeza nga abantu 81 bwebaakwatibwa ku nsonga eno , era nga ebibuuzo by'abaana ebiwerako byakwatiddwa lwakukoppa
Kati omukulu Alex Kakooza nga ono yemuwandiisi ow'enkalaalira mu ministry eno…
