Bya Sdat Mbogo.
Police e Kamengo mu district ey’e Mpigi ekutte omuvubuka ow’emyaka 19 nga ono kigambibwa nti abadde yaakasobya ku bawala abato bataano.
Aduumira police y’e Kamengo, Yvonne Kyomuhendo agambye nti omuvubuka ono yakwatiddwa okuva ku kyalo Kampiringisa okumpi n’ekifo awakuumibwa abaana ababeera bazizza emisango ekya Kampiringisa Children Rehabilitation Center.
Akulira ekifo kino, Irene Nsangi atutegeezezza nti…
Bya Damali Mukhaye.
Olunaku olwalero Uganda lweygasse kunsi yonna okukuza olunaku olw’obupira bukalimpitawa buyite condom
Twogedeko ne minister akola ku by'obulamu Dr. Jane Aceng nagamba nti mukaseera kano abantu abalina mukenenya bakakanye okutuuka ku bitundu 6% okuva ku bitundu 7.3% , nga bino byona bibala byabupiira buno.
Ono agamba nti okuva ministry lweyaleete enkola eyawamu ey'okulwanyisa mukenenya …
Bya Benjamin Jumbe
Abaddukanya etterekero lye ddagala aba National medical stores bavuddeyo okutangaaza, ku ntekateeka yaabwe ne ministry yebyobulamu okusanyawo eddagala erikaddiye nebikozesebwa eviralala mu malwaliro.
Olwaleero omuwandiisi owenkalakalira mu ministry yebyobulamu Dr Diana Atwine alangiridde nti gavumenti egenda kusanyawo eddagala eriri wakati wa tonne 1,200 ne 1,500 nebikozesebwa ebiralala ebiri mu 6,000 ebyayitako.
Akulira ekitongole kye tterekero…
Bya Ndaye Moses
Ekitavvu kyabakozi ekya National social security Fund kiriko obukadde 400 zekyawudde, okuddukirira mu kuddabiriza amasomero mu kibuga nga bali wami ne KCCA ne Daily Monitor.
Ssenkulu wekitavvu Richard Byarugaba agambye nti okusinga esnsimbi zino zigenda kuva mu misinde egya Kampala Hash seven Hills Run ejitegekebwa.
Amasomero agagenda okuganyulwa kuliko St. Paul primary schools Nsabya, Mbuya…
Bya Ivan Ssenabulya
Abakulembezze mu kibuga kye Mukono basse omukago ne Rotory Club mu kibuga kya Viermby mu gwanga lya Sweden, okufunira abavubuka mu kitundu emirimu n’akatale k’ebyemikono.
Mayor we Mukono George Fred Kagimu abadde mu gwanga lya Sweden, endagaano eno ey’emyaka 3, gyeyatukiddwako.
Kagimu agambye nti mu ndagaano eno, Rotary Club y’omukibuga Viermaby egenda kukwasizaako abe Mukono…
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi okuva e Mukono etasizza omusajja okuva ku batuuze ababade bagala okumumiza omusu, oluvanyma lwokutoloka ku poliisi e Mbalala.
Ivan Okello owemyaka 30 omutuuze ku kyalo Mbalala yawonye okutibwa, abatuuze bwebamukakanyeko nebamukuba nga bamulanga bubbi.
Ono okukwatibwa kyadiridde okumenya amayumba gabatuuze
nnabba ebintu okwabadde T.V, Woofer, Entebbe n'ebirala ebibalirirwamu esnimbi eziwera.
Wabula ono yatolose ku poliisi ye…
Bya Damalie Mukhaye
Abekibiina kya FDC olunnaku olwenkya bagenda kuwandiisa omuntu waabwe Paul Mwiru okuddamu okuvuganya nate ku bubaka bwa palamenti.
Kino kyadirira kooti ejjulirwamu okusazaamu okulondebwa kwa munna-NRM Nathan Igeme Nabeeta ngomubaka wa Jinja East palamenti era ekiffo kinop nekisgala nga kikalu.
Omwogezi wekibiina Ibrahim Semujju Nganda, asisnzidde mu lutuulwa lwabanamwulire olwa buli Bbalaza nategeeza nti Paul…
Bya Ivan Ssenabulya
Okulwanagana kwamawanga mu Buvanjuba bwe gwanga lya Democratic Republic ya Congo kuwalirizza abanu abali mu bikumi nebikumi, okudduka egwanga nebesogga mu Uganda.
Bano okusinga bayita ku nyanja Lake Albert ku nsalao mu bininja abeingi okuyngira muno.
Okulwanagana kuno okusinga kuli ku kyalo Ituri, nga kwogeddwako ngokwamanyi okwefanayiziza ebyaliwo emyaka 20 emabega.
Waliwo taata atagezezea nti abaana…
Bya Ruth Anderah
Lord Mayor wa Kampala Elias Lukwago awalabanyizza minister wekibuga ekikulu Kampala, Betty Kamya Turomwe okumutwala mu kooti enkulu ngamunenya okuyingiriranga emirimu gyolukiiko lwe olufufuzi olwa executive nokubatyoboola.
Lukwago agamba nti obuyinza bwe nabakaulembeze abalala abalonde buwambiddwa, oluvanyuma lwa Mukyala Kamya okuyingirira emirimu gyabwe.
Ono agamba nti nga 23rd January 2018 minista yasalawo okuyimiriza enkiiko zekibuga, songa eno…
Bya Ritah Kemigisa.
Munansi we gwanga lya America, eyakwatibwa olwokuyingiza ebyokulwanyisa muno mu bukyamu, police emusindise Nalufenya.
Bwabadde ayogera ne bamawulire ku CPS mu Kampala, omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima omukwate amumeye nga Paul Mathias Roger nga akakasizza nti bamugalidde e Nalufenya, okunonyereza kukyagenda mu maaso.
Kayima ategezeza nti ebintu ono byebamusanga nabyo bimenya amateeka, ng'ebimu byajiddwa…
