Bya samuel ssebuliba
Mukaweefube w’okumalawo enjawulo wakati wa baana abasomera mu byalo, ko n’ebibuga, abakulu mu kibiina ekigatta abakola ogw’okubudabuda abantu ekya Uganda Counselling Association batadewo ekiwayi eky’enjawulo ekigenda okubudabuda abaana abali mu masomero.
Kinajukirwa nti ebibuuzo ebya S.4 ebyakadda byalaze nga abaana abali mu masomero g’obwananyini era abasasula obuwanana bwebaakoze obulungi, songa abali mu masomero government…
Bya Abubaker Kirunda.
E Mayuge ku kyalo Bufulubi agavaayo galaga nga entiisa bwebuutikidde abatuuze nga kino kidiridde omwana ow'e myaka 10 okufiira mu kinya ky’amazzi.
Afudde ategerekese nga Joel Mugoni mutabani wa Yoweri Wanga nga ono mutuuze mu gombolola ye Immanyiro.
Akola ku kunonyereza ku buzi bw’emisango e Mayuge Abdallah Nasser Mulimira agambye nti omugenzi yabadde nemunne owe…
Bya Ritah Kemigisa.
Kampala: Abakozi mu kitongole ekya Human Rights awareness and promotion forum abaalumbibwa abatamanya ngamba sabiiti ewedde, nabo bakedde kulumba police eya old kampala nga baagala kumanya ani abalumba entakera kyoka natakwatibwa
Kinajjukirwa nti ku lw’okutaano luno waliwo abaalumba office z'abano ezisangibwa e Namirembe nebalumya abakuumi 2, songa guno sigwewali gusoose.
Kati bano bategeezeza nga…
Bya samuel ssebuliba
Government esabidwa okuwaayo ebitundu 30% ku nsimbi z'esoloza mu motoka enkadde zigende eri ensawo eyatekebwaawo okulwanirira obutonde bwensi emanyiddwa nga environmental fund.
Mukaseera kano government esolooza wakati w'ebitundu 25%- 50% okuva ku motoka enkadde nadala zino entono , songa zo loole mpaawo azinyega.
Twogedeko ne Nelly Busingye nga ono yaakola ku by'emirimo mu kitongole ekya…
Bya Ben Jumbe.
Wano e Jinja agavaayo galaga nga akakiiko k’ebyokulonda leero bwekatandise okutimba enkalala z'abalonzi mu Jinja East nga eno wewagenda okubeera okulonda okw’omubaka wa Parliament okw’okudibwamu,songa okusunsulamu abagenda okuvuganya kwakutandika nkya. ate okulonda kubeewo nga 15th march
Abakulira akakiiko k'ebyokulonda mu kitundu kino batutegezeza nti okutimba enkalala z'abalonzi kugenda kumala enaku 10, olwo akakiiko k’ebyokulonda…
Bya Ivan Ssenabulya
Omukubiriiza wo'lukiiko lwa District ye Mukono Emmanuel Mbonnye ayambalidde gavumenti yakuno kumbeera yo'kugalawo amasomero go'bwanannyini ate nga gakoze kinene okusitula ekifanannyi kye'byenjigiriiza mu gwanga.
Mbonnye agamba nti omuze gwo'kugalawo amasomero gano guzingamya ebyenjigiriiza.
Ono awubudde ku kya gavumenti okuja omukono mu masomero go'bwananyini mwebadde eyita okuyambako abayizi abatesobola kyagamba nti kikyamu.
Bya Ivan Ssenabulya
Akulira ebyenjigiriza mu District ye Mukono Vicent Baraza ayozayozezza abayizi namasomero gonna agakoze obulungi mu bigezo bya ssiniya eyokuna ebyakalamalirizo ebyakolwa omwaka oguwedde.
Baraza agamba nti newankubadde nga Mukono yasinze naye abasomesa balina okubeera abanyikivu era nawanjagira ne minisitule yebyenjigiriza okuzimbiira abasomesa
amayumba, okuzimba laboratories ku masomero ago'mubyalo nnokulongoosa ebiralala.
Kinajjukirwa nti Mukono yakawata kyakusattu mu…
Bya Ruth Anderah
Ssentebbe wekibiina kya NRM mu gombolola ye Rubaga Abdallah Kitata avunanaiddwa era nasindikibwa mu kooti yamagye gyanawozesabwa.
Akakaiiko kamagye akakwasisa empisa akatuddw e Mbuya, kasindise Abudallah Kitata era ssentebbe wa Boda-boda 2010 ne banne abalala 12 mu kooti yamagye.
Bano bavunanibwa emisango okuli okusangibwa nebyokulwanyisa nebintu bya gavumentu wabula mu bukyamu.
Abavunananwa babadde tebasobola kwanukula ku…
Bya Damalie Mukhaye
Abayizi 3 abe ssomero lya Ndejje Secondary School bafiridde mu kabenje kulwe Bombo, bwebabadde bolekera okujjayo empapula zaabwe ezebibuuzo ku ssomero.
Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Savanna Paul Kangave atukakasizza nti abayizi bano 4 babadde mu kujaganya, mu mmotoka nga bevuga, kwekugwa ku kabenje.
Bano babadde mu mmotoka kika kya Toyota Brav namba UAR…
Bya Mbogo Sadat.
District ye Mpigi etegeezeza nga bwegenda okuyisa eteeka erikaka abantu okukola bulungibwansi emirundi ebiri buli mwezi ku buli kyalo.
Kino ekyama kibikuddwa ssentebe wa district y’e Mpigi, Peter Clever Mutuluza ku mukolo ogw’okukwasa ekikopo n’ebirabo ebirala eri ekyalo ekyasinze ebyalo ebirala mu kukola obulungi mu nkola eya “Tukwatire wamu, twezze buggya”.
Ekyalo ekya Kiwumu “A”…
