Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Aboludda oluvuganya bazize olutuula lwa palamenti

Bya Kyeyune Moses Ababaka ba palamenti aboludda oluvuganya gavumenti, bazize olutuula lwa palamenti olwolwaleero, ngababaka bakava mu luwummula, nga balumiriza omumyuka womukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Jacob Oulanyah, nti tafuddeeyo ku bweralikirivu bwabwe bwebamwanjulidde. Okusinziira ku Nampala wababaka abavuganya gavumenti, nga ye ubaka wa munispaalie eye Kiira Ibrahim Ssemujju, omumumyuka wa Speaker tafuddeeyo ku nsonga zebabadde bamwanjulidde…

Read More

Odinga agenda kwerayiza

Bya Sam Ssebuliba Owo’mukago gwa National Super Alliance, abavuganya gavumenti Raila Odinga alangiridde entekateeka okwerayiza ngomukulembeze we gwanga wabantu. Odinga ategezezza nti aganeda kulayira okutuula mu wofiisi nga 12th December 12, nganokoddeyo akawayiro 1 aka ssemateeka we gwanga, akagamba nti obuyinza buli mu bantu. Okusinziira ku Odinga, agenda kulayira ngasinziira ku byava mu kulonda okwasooka okwaliwo nga August…

Read More

Omusujja gw’ensiri gukyali mungi mu uganda.

Bya Shamim Nateebwa.   Tutegeezedwa nga Uganda bweri mu kifo ekyokuna  mu mawanga agasingamu omusujja gw’ensiri. Bwabadde atongoza omukago wakati wa Rotary  ne ministry y’ebyobulamu  nga guno gwakubunyisa obutimba bwansiri mu Kampala ne Wakiso, akulira entekateka y’okulwanyisa omusujja gw’ensiri mu ministry  eno Dr Jimmy Opio agambye nti abantu obukadde 18 bebafuna omusujja guno buli mwaka mu Uganda . Amawanga…

Read More

President wa kenya n’omumyukawe balayidde.

Bya samuel ssebuliba Omukulembeze we gwanga lya Kenya Uhuru Kenyatta akubye ebirayiro ng’omukulembeze we gwanga n’omumyuka we William Ruto nga  bano kakano bafuuse abakulembeze abajuvu. Mu kwogerako eri egwanga President Uhuru Kenyatta atandise na kusiima mukama akuumye egwanga lino mukadde ak’okulonda okubadde okuwanvu. Kenyatta agambye nti okuvuganya kuno kwali kwamaanyi, nga kyagenda okukola kwekutuula atunula mu birowoozo…

Read More

Ekifo kye Ruhama kyakujuzibwa mu january.

Bya Damalie Mukhaye.   Oyo ye Muganzi  William Beijukye Zinkuratiire Akakiiko akakola ku by’okulonda katadewo olwa nga 11 January nga olunaku lwekagenda okutegekerako okulonda okw’okudibwa mu  kitundu kye Ruhama  mu district ye Ntugamo. Kinajukirwa nti ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lw’okufa kw’omubaka William Beijukye eyali akiika mukifo kino nga ono yaffa nga November 4th. Bwabade eyogerako ne banamwaulire, omumyuka…

Read More

Ekisaawe kye Kasarani mu Nairobi kijjudde.

Bya samuel Ssebuliba E Kenya agavaayo galaga nga ekisaawe ekya Kasarani mu Nairobi bwekijjudde, nga abantu beeyiye mukifo kino okwetaba ku mukolo ogw’okulayiza omukulembeze we gwanga Uhuru Kenyatta. Mukaseera kano abakola ku by’okwerinda baggadde   gate z’ekisaawe kyonna, era  nga abantu abasinga kati balinye wagulu kubizimbe okulengera ekigenda mu maaso mu kisaawe kino. Ssemateeka wa Kenya alagira omukolo guno…

Read More

Omubbi alumbiddwa enjuki nazaayo Wuufa

Bya FRANCIS MUGERWA Abatuuze mu kibuga kye Masindi berabidde katemba olwaleero, enjuki bwezinawuse nezimbebeera ku musajja agambibwa nti ebintu byomunju. Bino bibadde mu kitundu kya Kijura north mu district ye Masindi. Fred Musiime eyalabiddeko ategezezza banaffe aba Daily Monitor nti enjuki zitolodde bulago bwomusajja ono nemu nsawo ze mpale ezemabega. omusajja ono atategerekese mannya abadde akutte omuzindaalo oba wuufa ne…

Read More

Palamenti ne KCCA balwanira ttaka

Bya Kyeyune Moses Ngebula emyezi 4 gyokka okutandika okuzimba palamenti empya, okusisziira ku mawulire agomunkuubo, wabaluseewo olutalo wakati wekitongole kya Kampala City Council Authority nabakakiiko ke ttaka aka Uganda Land Commission. Olutalo luli ku bwananayini ku ttaka okutudde ekijukizo kya CHOGM Monument Park, ngaba KCCA bagamba nti mu kuzimba, bano bandiyita webalina okukoma nebayita neku kibangirizi kino,…

Read More

Bann-Uganda bamala obudde mu kuziika

Bya Ndaye Moses Ekibiina ekitaba abakulira abakozi, ekya Human Resource Association of Uganda kiraze obwetavu okusaawo amateeka aganavaamu enkulakulana mu gwanga. President owekibiina kino Patrick Ngolobe alaze obwerakirivu, ku budde obungi agamba abantu bwebonoona mu gwanga ku bintu byagamba nti tebiyamba. Ono ayaogedde ku budde bann-Uganda bwebalama mu kuiziika nga tebakola, nti bwetagako ekkomo.

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play