Okuwulira omusango oguvunaanibwa omupoliisi agambibwa okusomola ebyaama ebyayoleka gen kale Kaihura ng’asalira banne enkwe kwongezeddwaayo.
Omusango guno oguwulirwa mu kyaama wabula tukitegeddeko nti tegugenze mu maaso oluvanyuma lwa munnamateeka wa Ronald Poteri okubulawo nga kigambibw nti yasindikiddwa e Luzira lwa bbanja eriweza obukadde 30
Shaban Sanywa yakwatiddwa ba wanyondo ba kkooti
Poteri avunaanibwa kusomola byaama bya poliisi ekimenya…
Abakulu abagambibwa okwezibika ensimbi z’okugula obugaali bu maanyi ga kifuba obwa ba ssentebe gubasse mu vvi
Kubano kwekuli n’eyaali omuwandiisi w’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu John Kasaka
Omulamuzi Catherine Mpagi Bamugemereire era asazizzaamu owkeyimirirwa kwaabwe bwebatyo nebasindikibwa ku mere e Luzira okutuuka nga 17 omwezi guno lwebanaweebwa ekibonerezo.
Omulamuzi agambye nti abakulu bano baddira ensimbi ezaali zisukka mu buwumbi…
Abawaabi ba gavumenti bagiwadde ennaku 30 okukola ku mbeera mwebakolera gyebagamba nti mbi oba ssi kkyo bakussa wansi ebikola
Bannamateeka bano era bataddewo nsalessale wa nnaku 14 okubakkiriza okulaba mukama waabwe ssabawaabi okulaba nti bakola ku nsonga ezibaluma
Mu bimu ku byebemulugunyaako, gwemusaala ogutawera, emisolo egibagibwaako n’abamu okubeera nga bafuna nyini ate abalala ntono
Akulira bannamteeka bano David…
Abasomesa mu Kampala nabo bavudde mu mbeera olw’obutasasulwa musaala.
Abasomesa bano bamaze emyezi 3 nga tebalaba musaala
Bategereganye kati okusisinkana KCCA olunaku lw’enkya okubanyonyola ku nsonga eno.
Ssabawandiisi w’abasomesa, James Tweheyo agambye nti tebajja kulonzalonza kwekalakaasa ssinga tebaweebwa misaala gyaabwe
Embeera eno yeeyavuddeko n’abasawo mu malwaliro ga KCCA gonna okussa wansi ebikola era lwa musaala
Wabula omwogezi wa KCCA Peter…
Abasawo mu malwaliro ga KCCA bediimye .
Abomu Kisenyi health center wano mu kampala bebasoose nga bagamba nti baakamala kati emyezi 3 nga tebalaba ku musaala.Abakyaala b’embuto bebasinze okukosebwa nga ababadde bazze okunywa eddagala babazizzaayo awatali kujjanjabibwa.
Bbo abatwala eddwaliro lino becwacwanye nebaggala geeti eyingira ku ddwaliro lino nga kati teri mulwadde akkirizibwa kuyingira nga nebannamawulire babagobyeyo.
Ate…
Minisita akola ku nsonga z’omunda mu ggwanga Gen Aronda Nyakairima, kko n’akulira ekitongole ky'amakomera Dr. Johnson Byabashaijja, batwaliddwa mu mbuga z’amateeka , ng'entabwe eva ku basibe 2 abafiira mu kkomera lye Kirinya e Jinja .
Omu kubaali abasibe mu kkomera lino Yahaya Lukwago ,agamba nti mu mwezi gw'omunaana mu mwaka 2009 yalaba abasibe 2 nga bafa okuli…
E kasese abantu munaana abaagambibwa okwenyigira mubulumbaganyi obw’akolebwa mu district zino esatu okuli Ntoroko, Bundibugyo ne kasese beewadewo mu mikono gy’ab’obuyinza kyeyagalire
Omwogezi w’amagye mu bitundu bya Rwenzori Lt. Ninsiima Rwemijuma ,atubuulide nti bano tebazze nakyakulwanyissa kyona, wabula nga mpaawo abakase.
Bino webigidde nga omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni kyagye ategeeze nga abakulu b’ebyalo bwebalina obuyinza obusonyiwa…
E muyenga police eriko abateberezebwa okubeera abanyazi babiri beekubye amasasi agabagye mubudde, nga bano babade bagezaako okunyaga amaka ga munansi wa Belgium.
Police etutegeezeza nti bano babade bakulembedwamu Isa Matovu, era nga balumbaganye amaka ga Andrea Lyebeck , nga baagala okumunyagako obukadde 100.
Ayogerera police mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango, agambye nti ababiri batidwa , wabula nga…
Kooti enkulu mu kampala egaanyi okuyimiriza emirimo egikolebwa ku kirombe ky’amayinja e mukono, nga eno abatuuze baali badukira mu kooti nga baagala ekirombe kiggalwe.
Amyuka omuwandiisi wa kooti enkulu Mary Khainza , agambye nti amayinja agasimibwa mukirombe kino gegakola oluguudo olwa Kampala – Entebbe express High way , kale nga singa ekirombe kigalwa n’omulimo gw’akuyimirira.
Kinajukirwa nti…
Omutendesi wa tiimu ya Brazil ey’omupiira Luiz Felipe Scolari alekulidde.
Scolari nga aweza egy’obukulu 65, yayambakao Brazil okuwangula ekikopo ky’ensi yonna mu 2002 wabula kuluno byagaanye.
Brazil yatimpulwa Germany ggoolo 7-1 saako 3-1 nga balwanirira ekyokusatu n’eggwanga lya Netherlands.