Amawulire

Muve ewa Besigye ne Lukwago- Kadaga

Ali Mivule

December 3rd, 2013

No comments

Sipiika omukyala Rebecca Kadaga alagidde abasirikale ba poliisi okwamuka amaka ga Dr Kiiza Besigye ne Erias Lukwago Kadaga agambye nti kikyaamu okugumba mu maka g’omuntu kubanga kirinyirira eddembe ly’omuntu. Ekiragiro kya Kadaga kiddiridde okwemulugunya okuva eri ababaka ba palamenti abatali bamu nga bakulembeddwaamu akulira abavuganya […]

Ababaka ba NRM bawagidde Gavumenti ku KCCA

Ali Mivule

December 3rd, 2013

No comments

Ababaka mu kibiina kya NRM bawagidde gavumenti ku nsonag za KCCA Bino babisaliddewo mu kabondo k’ababaka ba NRM akatudde olunaku lwaleero. Gavumenti yasalawo obutakkiririza mu kiragiro kya Kooti ekikkiriza nti Lukwago ye Loodimeeya nga bagamba nti ekiragiro kino kyayisibwa mu bukyaamu. Wabula bboa bavuganya nga […]

Ababaka bakase Kaihura okulayira

Ali Mivule

December 3rd, 2013

No comments

Ssenkagale wa poliisi  Gen Kale Kaihura bumukalidde ku mimwa bwakakiddwa okukuba ekilayiro maaso g’akakiiko ka palamenti akakola ku Dembe ly’obuntu oluvanyuma lwokwegana ebya poliisi okutulugunya munamateka wa Loodi Meeya Abdullah Kiwanuka. Ababaka abatuula ku kakiiko kano nga bakulembeddwamu ssentebe w’akakiiko kano Jovah Kamateeka basazeewo Kayihura […]

Lukwago wakujjibwaako abasirikale

Ali Mivule

December 3rd, 2013

No comments

  Oluvanyuma lw’okulwanagana wakati w’abawagizi ba Loodi Meeya Erias Lukwago n’abasirikale ba poliisi, ekitongole kya  poliisi kitiisizza  okugyako loodi meeya basajja baayo abamukuuma. Adumira poliisi mu kampala  n’emirirano Andrew Felix Kaweesi agamba abasirikale ba poliisi bazzenga balumbibwa abawagizi babanabyabufuzi ab’oludda oluvuganya gavumenti ekintu kyebatayinza kugumikiriza. […]

KCCA etandise okunonyereza ku basirikale baayo abaakubiddwa

Ali Mivule

December 3rd, 2013

No comments

  Ekitongole kya Kampala capital City Authority  kitandise okunonyereza ku bakwasisa amateeka bakyo  abakubiddwa abatembeeyi nga 5 balumiziddwa  byansuso era  bali mu ddwaliro bapoocca na biwundu, nga ate emmotoka za KCCA 3 nazo zayononeddwa ebitagambika. Akulira abakozi mu KCCA  Jennifer Musisi agamba bataddewo  akakiiko kekenenye […]

TTiyagaasi ewa Lukwago- Besigye naye akugiddwa

Ali Mivule

December 2nd, 2013

No comments

Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba Loodimeeya  Erias Lukwago ababadde bakunganidde mu maka ge e Wakaliga. Kino kiddiridde Lukwago, okugezako okufuluma amaka ge kyojka polisi n’emugaana. Kinajjukirwa nti okuva ku makya poliisi eggumbye mu maka ga Lukwago okumuttangira okugenda mu kibuga. Kati balooya ba […]

Tetujja kuva wa Besigye na Lukwago-Poliisi

Ali Mivule

December 2nd, 2013

No comments

Polisi eweze okwongera okwebungulula maka ga loodimeeya  Erias Lukwago n’eyali akulira  FDC Dr Kiiza Besigye. Bw’abadde ayogerako ne banamawulire , aduumira polisi mu Kampala nemirirwano  Andrew Felix Kaweesi agambye nti bano balemereddwa okukuuma emirembe buli lwebayingira ekibuga. Kaweesi gambye nti bazze batabangula emirembe mu kibuga, […]

Tuli betegefu okulwanyisa enguzi-Mbabazi

Ali Mivule

December 2nd, 2013

No comments

Ssabaminister w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi ekinoganyiza nga gavumenti  bw’ekyalina embavu wamu n’ekigendererwa okulwanyisa enguzi. Wabula Mbabazi agambye nti ebitongole birwanyisa enguzi omuli ekya Kalisoliso wa government,bisaana okwongeramu amaanyi. Mbabazi era asabye abantu babulijjo nabo okwetanira okulwanyisa obukenuzi, olwo egwanga lisobole okuterera. Ono okwogera bino […]

Bannamawulire bawummuziddwa

Ali Mivule

December 2nd, 2013

No comments

Banamawulire 3 bawumuzidwa ku mirimu. Bano balangibwa kukyaza banabyabufuzi abavuganya gavumenti ,abawagira Lukwago, kyokka nebalemererwa okukyala bannabyabufuzi okuva ku ludda lwa gavumenti. Abagwummuziddwa  kuliko Simon Kaggwa Njala, Basajja Mivule ne Peter Kiyingi amanyidwa nga PK Bbosa. Wabula ye akulira radio, bano kwebabadde bakola Maria Kiwanuka […]

Okutumbula okusoma okuva wansi

Ali Mivule

December 2nd, 2013

No comments

Minisitule  ekola ku byenjigirizaekwataganye n’akakiiko akakola  ku by’abaana okutabaala district ezenjawulo ga balondoola ensomesa y’abaana abato. Mu kaseera kano bano basazeewo okutabaala district 6 okutandikira e fort portal, nga muno bagenda kusinkana abakulira district zino boogere ku ngeri gyebalabiriramu abaana abakyali abato naddala abo abali […]