Amawulire

Eyakwata Muwalawe owémyezi 3 asindikibwa mu kkoti enkulu

Eyakwata Muwalawe owémyezi 3 asindikibwa mu kkoti enkulu

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah, Ssabawaabi wa gavumenti alagidde omusango gwa taata eyasobya ku bujje eryemyezi 3 lyazaala gutandike okuwulirwa mu kkooti enkulu Zaidi Kanonko bwalabiseko mu kkooti e Mukono omulamuzi Steven Waidhuba amutegezeza nti omusango gwe gulina kuwulirwa mu kkooti enkulu. Oludda oluwaabi lugamba omuwawabirwa omusango […]

Gavt eyagala kuleeta nnongosereza mu mateeka gékikula kyábantu

Gavt eyagala kuleeta nnongosereza mu mateeka gékikula kyábantu

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye,  Gavumenti okuyita mu minisitule eye kikula kyábantu eyagala wabeewo enkyukyuka mu mateeka agasinga agakwata ku kikula ky’abantu ne kigendererwa eky’okuziba omuwatwa oguliwo. Okusinzira ku minisita avunanyizibwa ku kikula ky’abantu n’obuwangwa, Peace Mutuuzo, amateeka ku nsonga ze kikula kya abantu agasinga makadde nyo […]

Gavumenti egobye amaato amatono ku Nnyanja Nalubaale

Gavumenti egobye amaato amatono ku Nnyanja Nalubaale

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Gavumenti eragidde amaato amatono, agali wansi wa fuuti 28 gave ku nnyanja Nalubaale, okutandika nolunnaku lwenkya. Ekiragiro kino, yeemu ku ntekateeka gavumenti mweyise okulwanyisa envuba embi. Bwabadde ayogera ne bannamwulire mu Kampala ku mbeera yenyanja nengeri ebyenyanja bwebikendedde minisita omubeezi atwala ebyobuvubi […]

Omusirikale bamuletedde ebbaluwa n’essasi mu baasa

Omusirikale bamuletedde ebbaluwa n’essasi mu baasa

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Poliisi e Jinja etandise okunonyereza ku kutisibwatisibwa okwakoleddwa ku eyali omusirikale wa poliisi Asuman Malinga. Ono bamutusizaako ebaasa nga mulimu ebbaluwa emulabula, era bamutereddemu ekisosonkole kyemmundu ekika kya AK 47. Bino webijidde ngbibaluwa ebiraliika obutemu bigenze bisulibwa mu bitundu byegwanga ebyenjawulo, byatandikira Masaka ngeno byagobererwa […]

Alipoota yabakugu enenyezza KCCA olwekizimbe ekyagwa mu Kisenyi

Alipoota yabakugu enenyezza KCCA olwekizimbe ekyagwa mu Kisenyi

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ekitongole ekitegekera egwanga mu byokuzimba ekya National building Review Board bafulumizza alipoota yaabwe, oluvanyuma lwokunonyereza ku kizmbe ekyagudde mu Kisenyi. Ekizimbe kino kyali kikyazimbibwa, wabula kyagwe nekitta abantu 6 nokulumya abalala 5. Bwabadde afulumya alipoota yaabwe, ssabawandiisi wa booda Eng Flavia Bwire […]

Abakozi ssi basanyufu olw’okufutyanka ebbago lya NSSF

Abakozi ssi basanyufu olw’okufutyanka ebbago lya NSSF

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abakozi bambalidde omukubiriza wa palamenti Jacob Oulanyah olwengeri gyebagamba nti ssi yabuvunanyizibwa gyakuttemu emirimu gya palamenti. Oulanya yalagidde nti amateeka gonna mu bubage agayisibwa palamenti eyomulundi ogwe 10 negatatekebwako mukono omukulembeze wegwanga gatekebwe mu kasero, gaakudda buto mu palamenti. Kuliko kuliko NSSF […]

Omukazi afiridde nsozi e Sironko

Omukazi afiridde nsozi e Sironko

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi mu disitulikiti ye Sironko etandise okunonyereza kun fa yomukadde owemyaka 68, omulambo gwe ogwasangiddwa okumpi nomugga Naluki mu gombolola ye Busulani. Omugenzi ye Naboso Florence, ngabadde mutuuze we Kasheru mu gombolola ye Zesui e Sironko. Kitegezeddwa ngono bweyava awaka nagenda okulambula […]

Akakiiko k’ebisubizo kalabudde Kasaija

Akakiiko k’ebisubizo kalabudde Kasaija

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye Akakiiko ka palamenti akalondoola ebisubizo bya gavumenti kayiszza okulabula eri abakungu ba gavumenti abayitibwa mu kakiiko kano naye nebazimuula. Kino kyadiridde akakiiko kano okuyita minisita webyensimbi Matia Kasaijja okweyanjula eri akakiiko nga 8 Sebutemba wabula natajja, awataali kuwa nsonga yonna. Guno gwemulundi […]

Kooti egobye okusaba kwa Kashaka okuleeta obujulizi obulala

Kooti egobye okusaba kwa Kashaka okuleeta obujulizi obulala

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti ensukulumu egobye okusaba kweyali omuwandiisi owenkalakkalira, mu minisitule ya gavumenti ezebitundu John Muhanguzi Kashaka mwabadde ayagalira bamukirize okuleeta obujulizi. Mu musango guno Kashaka awakanya ennamula ya kooti eza wansi ezamusingisa omusango gwobulyake nobukenuzi. Kooti eowzesa abalyake yamusiba emyaka 10 nebamuwera nobutawereeza […]

Poliisi ekakasizza ebisigalira bya Immaculate Onebbe

Poliisi ekakasizza ebisigalira bya Immaculate Onebbe

Ivan Ssenabulya

September 17th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Ekitongole kya poliisi ekinoyereza ekya Criminal Investigations Directorate (CID) kitegezezza ngomusawo waakyo, bweyakakasizza nti ebisigalira ebyajibwa mu kinnya kya kazambi e Munyonyo, nti byamuntu omu tebaali babiri. Bino byatukiddwako wakati mu kunonyereza ku kubula nokufa kwa Immaculate Onebbe. Bba womugenzi nga ye […]