Amawulire
Omuwala owémyaka 16 afiiridde ewamuganziwe
Bya Prossy Kisakye Entiisa ebuttikidde abatuuze Ku kyalo Lwadda A e Matugga mu municipality ye Nansana bwe bagguddemu ekyekango omuwala owe myaka 16 bwasangiddwa nga afiridde mu kazigo kamuganziwe. Omugenzi ategerekese nga Rebecca Nakigwe 16 nga abadde muyizi Ku ssomero lya Nakaseke SDA nga asoma […]
Aba UAERA balumbye yafeesi za Kampuni Ethiopian Airways
Bya Prossy Kisakye Amakampuni agatwala abantu ebweru abegatira mu kibiina kyabwe ki Uganda Association of External Recruitment Agencies (UAERA),balumbye yaffeesi za kampuni ye nyonyi eya Ethiopian Airways nga bagala badizibwe ensimbi zabwe ezisoba mu doola 200,000 kungendo ezasazibwamu nga bamaze okusasula tiketi Engendo ezasazibwamu zonna […]
Agambibwa okutemula mutabaniwe avunanibwa
Bya Ruth Anderah Omukazi owemyaka 27 asimbiddwa mu kooti ya Buganda Road navunanibwa omusango gwokutemula mutabani we owemyaka 5. Mariam Owundo nga musubuzi, omutuuze ku Nile Couch Park mu Kampala abadde mu maaso gomulamuzi we’daala erisooka Miriam Okello Ayo nga tamuganyizza kwanukula ku musango ogumusomeddwa […]
Munnabyamizannyo Ssekitoleko ayimbuddwa
Bya Rita Kemigisa Poliisi daaki eyimbudde, omusituzi w’obuzito Julius Ssekitoleko gwebabadde bagalidde okuva ku lunnaku Lw’okutaano wiiki ewedde. Ono yakwatibwa nga yakakomezebwawo okuva mu kibuga Tokyo mu gwanga lya Japan, gyeyali agenze okukikirira eggwanga mu mpaka za Olympics era abadde mu mikono gya bebyokwerinda wabula […]
Bannauganda abakubi be bikonde abakiika mu mpaka za Olympics bawanduse.
Bya Lukeman Muteesaasira Bannauganda abakubi be bikonde abakiika mu mpaka za Olympics bonna bawanduse. Kino kidiridde Musa Bwoji okuwangulwa munnansi wa Georgia Eskar-han Madiev. Bwoji nga yavudde mu round 32 tasobodde kumala mpaka zino na buwanguzi bwalemeredwa okuwangula mu round 2 ezisembyeyo Ono lyelibadde essuubi […]
BannaBuddu beesunze okulaba ku Mutanda
Bya Gertrude Mutyaba ne Prossy Kisakye Ng’amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka ag’omulundi ogwa 28 gasembedde, banna Nkoni bali mu kwejaga okulaba nga baaniriza Omutanda mu kitiibwa mu kitundu kyabwe. Waliwo betusanze ku miryango ejiyingira mu lubiri lw’omutanda e Nkoni awagenda okubeera amatikkira gano nga bakola butaweera okuzimba […]
Museveni atadde omukono kutteeka erikugira okussaddaaka abantu
Bya Prossy Kisakye, Omukulemebeze weggwanga YK Museveni atadde omukono kutteeka erikugira okwenyigira mu bikolwa ebyokussaddaaka abantu mu ggwanga lino erimanyiddwa nga prevention and prohibition of Human Sacrifice Act 2021. Mu tteeka lino omuntu asingisibwa ogwókussaddaaka oba okuyambako mu kikolwa kino, awanikibwa ku kalabba oba okusibwa […]
Aba FDC basabye Govt eyimirize ebyókugabira ababaka obukadde 200 ezémotoka
Bya Damali Mukhaye Ab’oludda oluvuganya gavumenti mu kibiina kya FDC basabye gavumenti eyimirize emirimu gy’okugabira ababaka ssente obukadde 200, eri buli mubaka okugula emmotoka. Gavumeni yafulumya ssente zino, nga buli mubaka wakuweebwa obukadde 200 ababaka bonna 529 okusobola okubanguyiza emirimu gyabwe. Bwabadde ayogera ne bannamwulire ku […]
Abazadde e Kyotera bapangisa abaana mu Bufumbo
Bya Juliet Nalwooga, Minisitule evunanyizibwa kunsonga ezomunda mu ggwanga etandise okunonyereza ku bigambibwa nti abazadde mu disitulikiti ye Kyotera bapangisa abaana babwe abobuwala mu bufumbo wiiki wiiki Bino byogeddwa Agnes Igoye, amyuka akwasaganya emirimu gyokulwanyisa ebikolwa ebyokukukusa abantu mu minisitule eno. Mu kwogerako ne bannamawulire […]
Entekateeka zémikolo gyámatikira gómutanda aga 28 ziri mu giya
Bya Magembe Ssabiiti Amyuka luweekula asooka mu Sazza ly’e Buwekula mu disitulikiti ye Mubende Owek Andrew Mukasa Ssempijja asabye abantu ba Kabaka e Buwekula okwenyigira mu mikolo gy’o’kuza amatikira ga Ssabasajja Kabaka agalibaawo nga 31st Omwezi guno mu Lubiri e Nkoni mu Buddu. Owek Ssempijja asabye abaami […]