Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Abakubye bannamawulire bavunaniddwa

Bya Juliet Nalwoga Ekitongole ekikwasisa amateeka mu Military Police, mu kooti eya wansi baliko abajaasi bebasingiszza emisango nebaweebwa nebibonerezo okukola obusibe wakti we nnaku 60 ku 90. Okusinziira ku mayuka omwogezi wamagye ge gwanga Lt. Col Deo Akiiki, kooti eno etude ngekubirizibwa Lt Col Gai Mpandwa nga bavunaniddwa emisango gyokweyisa mungeri etagwanidde. Abavunaniddwa era nejibasinga kuliko Capt Jessy…

Read More

Omusajja abadde yesse lwa bwavu

Bya Shamim Nateebwa Omuwajja owemyaka 34 wetwogerera ali ku kisituliro, anyiga biwundu, byeyafunye bweyabadde agezaako okwetta ngagamba nti abadde alemereddwa okulabirira abomu maka ge, olwa ssente ezimwekubya empi. Okusinziira ku mwanyina Gorret Naluyima oo mutembeeyi mu Kampala naye ku Bbalaza abakwasisa amateeka mu KCCA babowa emaali ye era okuva olwo abadde alaliika nga bwagenda okwejja mu bulamu. John…

Read More

Ab’oluganda 3 battinganye e Kyotera

Bya Malikh Fahad Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Nakatooke mu gombolola ye Kasasa mu disitulikiti ye Kyotera, ebbiina lyabatuuze bwerikakanye ku musajja George Katukane ne muganda we Kakamu Steven nebabatta nga babalumiriza, nga babalumiriza okutta muganda waabwe Lubero George. Okunonyereza okusoose kulaga nti Katukane George bamusanze nebimu ku bintu bya muganda we omugenzi okwabadde endaga muntu nessimu, nekiteberezebwa nti…

Read More

Muhoozi: Tujja kulongoosa enkolagana ne bannamawulire

Bya Ivan Ssenabulya Egye lye gwanga erya UPDF litgezezza nti bagenda kutandika ku ntekateeka, okulongoosa mu bisomsebwa abajaasi, okugattako essomo erikwata ku nkwata yabanauwlire. Kino kikasiddwa omuddumizi wamagye ge gwanga Gen David Muhoozi oluvanyuma lw’obulumbaganyi obwakoleddwa ku banamawulire olunnaku lwe ggulo e Kololo. Abebyokwerinda bagudde ku banamwulire ekiyifiyifu, okubagumbulula nebabakuba mizibu, abamu bakyanyiga biwundu. Eno Robert Kyagulanyi akulembera NUP,…

Read More

Kyagulanyi asabye bamwongere obudde aleete obujulizi

Bya Ruth Anderah Eyavuganya ku bukulembeze bwe gwanga, akulembera ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu ataddeyo okusaba kwe okulalala, mu kooti ensukulumu, ngayagala bamwongere olunnaku lumu lwokka, abeeko obujulizi bwayongera okuleeta. Kyagulanyi nga 1 February 2021 yaddukira mu kooti eno, okuwakanya okulondebwa kwa Yoweri Museveni, owa NRM. Teyamatira nebyava mu kulonda, agamba nti okulonda tekwagoberera mataeeka, kwalimu okubba akalaulu,…

Read More

Palamenti eyisizza enongosereza mu teeka lya NSSF

Bya Monitor Abakozi kati bakuwebwanga ekitundu ku ssente zaabwe zebaterekera obukadde bwabwe, ku myaka 45. Kino kijja kuberawo ssinga omukulembeze we gwanga anateeka omukono ku bbago, lya NSSF Amendment Bill 2019, eryayisiddwa palamenti. Ebbgo lino lyaletebwa gavumenti, nga libadde mu palamenti okumala emyaka 2. Kino era kigenda kuyamba nabakozi abafiirwa mirimu gyabwe, nebatafuna mulimu mulala aokumala emyaka 5 bakulinda…

Read More

Abalokole bakayanidde omulambo

Bya Sadat Mbogo Wabaddewo vvaawo mpitewo ku kyalo Ssenyondo ku kizinga Bunjakko mu district y'e Mpigi abalokole bwebakayanidde omulambo n'abebyobuwanga. Abalokole mikwano gya Peter Ssendegeya eyafiiriddwa mukyala we Ruth Namayanja mu ddwaliro e Gombe, wabula bano babadde bagala omulambo guzikibwe e Ssenyondo atenga ab’oluganda ababadde bakulembeddwamu Sarah Nassiwa nga baagala aziikibwe ku biggya e Wantete - Nazigo…

Read More

Aba EU basisinkanye aba NRM

Bya Benjamin Jumbe Akulembera omukago gwa Bulaaya mu Uganda Attilio Pacifici agamba nti yewaddeyo okulaba ngmbeera edda mu nteeko, okulongoosa enkolagana yaabwe ne gavumenti. Bino webijidde nga gavumenti nayo yakajja eyanukule, ku byasliwo palamenti yomukago gwa Bulaaya, okuteeka envumbo ku bamu ku bakungu ba gavumenti kuno. Bano babadde basisinkanye obukulembeze bwekibiina kya NRM, wabula Ambassador Pacifici agambye nti…

Read More

Bannamawulire bakubiddwa e Kololo

Bya Julie Nalwoga ne Benjamin Jumbe Bannamwulire abwerako banyiga biwundu, oluvanyuma lwabekwerinda okubagwamu e Kololo okubagumbulula. Bano babadde bakwata mawulire gakulembera ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi bwabadde agenze okuloopa ekiwamba bantu, mu wofiisi yekibiina kyamawanga amagatte ekola ku ddemb lyobuntu. Abamu ku bakubiddwa kubaddeko aba Nation Media Group Uganda John Cliff Wamala, Irene Abalo ne Micheal Kakumirizi. Mu kusooka,…

Read More

Gwebawambira e Mukono bamusanze Mpigi

Bya Sadat Mbogo Abatuuze mu kabuga k'e Kammengo baliko omusajja gwebazudde, nga kigambibwa yali yawambibwa abebyokwerinda kyokka oluvannyuma naasulibwa. Ono ye Kagimu Twaha, wa myaka 28 nga mugoba wa taxi, wabula agamba nti yawambibwa okuva e Kyampisi mu district y'e Mukono nga 21 mu Decemba omwaka oguwedde. Ono atwaliddwa ku poliisi y'e Kammengo bamuyambeko okumuzza, gyeyava. Ono agamba nti…

Read More