Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Ebyobulamu

Abe Bukomansimbi tebalina mazzi

Bya Prosy Kisakye Abatuuze mu district ye Bukomansimbi balaajana lwa bbula lyamazzi, nga kati enzizi zonna zaakalidde. Eno amazzi kati gebalina gabidiba era makyafu, ngmagombolola agasinze okukosebwa kuliko Kitanda ne Bigasa. Ssentebe wa disitulikiti eno Haji Muhamad Kateregga alambudde enzizzi, abatuuze kwebabadde basena amazzi nga zonna zakalidde. Wano basabye ssentebbe ne gavumenti awamau okubadukirira mu bwangu. Ssentebe Kateregga ategeezezza nga…

Read More

Abamatendekero gabasawo b’emulugunya ku musolo

Bya Ndaye Moses Abantu abalina amatendekero gabasawo agobwananyini, basabye gavumenti okukendeeza ku musolo gwebajjako. Okusinziira ku akulira ettendekero lya Mityana School of nursing and Midwifery John Kintu, omusolo omungi gubakosa, obugajibwakao neku bikozesebwa mu makenejjezo nebiralala. Kintu okwogera bino abadde ayogerera mu bayizi okuva mu matendekero gobusawo agasobye mu 40 abakunganidde e Mityana okulonda abakulembeze baabwe.

Read More

Abatunda eddagala, ebyokulya n’ebizgo ebijingirire bubakeredde

Bya Ritah Kemigisa Ekitongole kye ddagala kirayaidde nti, ababadde bayingiza eddagala erijingirire nebikozesebwa mu malwaliro ebitali ku mutindo, bubakeredde. Bwabadde ayogerera ku mukolo ogwokutema evvuniike eryuomulimu guno ogugenda okumalwo obuwumbi 31, ssentebbe wekitongole kya National Drug Authority Dr Medard Bitekyerezo, agambye nti mu laboratory eno baakwekebejja emmere nebyokulya ebikolebwa wano, ebizgo, eddagala nebiralal. Omulimu guno gugenda kujibwako engalao…

Read More

Kattikiro akubirizza Obuganda ku bulamu bwabwe

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza abazadde okugemesanga abaana endwadde, okubaliisa obulungi, n'okubambaza engatto obutakwatibwa endwadde zi namutta. Ono era asabye abantu ba Kabaka okufaayo ku bulamu bwabwe nga bajjumbira okwekebezanga endwadde, kubanga olugendo lw'okuzza Buganda ku ntikko lujja kubeera lwangu ng’abantu balamu. Bino bibadde mu kulambula olusiisira lw'eby'obulamu olutegekeddwa ekitongole kya Kabaka Foundation…

Read More

Absaawo b’ensigo tebamala

Bya Shamim Nateebwa Uganda ekyalina ekizibu kye bbula lya lyabasawo abajanjaba ensigo. Okusinziira ku akulira obujanjabi bwensigo ku ddwaliro lya St. Francis Hospital e Nsambya Dr Joseph Ogavu Gyagenda, egwanga lirina abasawo 8 bokka, nga batono ku balwadde abali mu bukadde 5. Bino byebikulembeddemu olunnaku lwensigo olukuzibwa buli Lwakuna, olwokubiri mu March.

Read More

Enyama namata ebimu biirmu edagala

Bya Nobert Atukunda Abasawo bebisolo mu kibiina kya Uganda Veterinary Association balabudde ku mata ne nnyama byebalya ensangi zino, nti mwandibaamu ebiragalala ebisusse, atnega byabulabe eri obulamu bwabantu. Presidenti wekibiina kino Sylvia Baluka, agamba nti abalunzi abamu batunda ebisolo nebigenda ku katale, okulibwa atenga bibadde ku bujanjabi, nga bewala okukolera mu kufiirwa. Wabula agambye nti waliwo okusomozebwa, kubanga…

Read More

Enkuba y’akweyongera n’okujjiramu ebirwadde

Bya Damalie Mukhaye ne Ndaye Moses Abakugu mu mbeera yobudde balabudde nti, omusujja gwensiri gugenda kweyongera, wakati mu namutikwa wenkuba atandise okufudemba. Bino webijidde ngekitongile kyentebereza yobudde, Uganda National Metrological Authority kyalagudde enkuba okuviira ddala mu March okutuuka mu May. Akulira ekitongole kino Festus Luboyera, agambye nti kitegeeza ensiri ezivaako omusukka zakwalula, nebirwadde ebiralala. Kati asabye ministry yebyoulamu okwongeramu…

Read More

Okusomesa ku Condom kwetagisa

Bya Ivan Ssenabulya Abakugu mu byobulamu balaze obwetaavu bwokwongera okusomesa abantu ku nkozesa, yobupiira bu kalimpita wa entuufu, okulwanyisa ebirwadde byobukaba. Omulanga gukubiddwa nga Uganda yegasse ku nsi okukuza, olunnaku lwa International Condom Day, olukuzibwa buli 13th mu kwetegekera okukuza olunaku lwabagalana. Dr Vincent Karuhanga, omusawo okuva ku Friends Polly Clinic agamba nti abantu bangi tebamanyi, ngeri ntuufu eyokukozesaamu…

Read More

Abavubuka baddukidde mu palamenti

Bya Shamim Nateebwa Waliwo ekibinja kyabavubuka nga bakulembeddwamu knsala okuva e Kabale Catherine Kyomugisha abaddukidde mu kakiiko ka palamenti akebyobulamu, nga babanja bujanjabi, bwabwe ngabavubuka. Bano bagala basomesebwenga ebyekikula, kubanga obutabimanya, bagamba nti kivuddeko abaana okubukanga nembuto nga tebanetuuka. Ekiwandiiko mwebatadde okwemulugunya kwabwe, bakuwadde ssentebbe wakakiiko kebyobulamu Michael Bukenya. Bano bagamba nti kibakumidde mu butamanya ku bulamu bwabwe.…

Read More