Bya Shamim Nateebwa Waliwo ekibinja kyabavubuka nga bakulembeddwamu knsala okuva e Kabale Catherine Kyomugisha abaddukidde mu kakiiko ka palamenti akebyobulamu, nga babanja bujanjabi, bwabwe ngabavubuka. Bano bagala basomesebwenga ebyekikula, kubanga
obutabimanya, bagamba nti kivuddeko abaana okubukanga nembuto nga tebanetuuka. Ekiwandiiko mwebatadde okwemulugunya kwabwe, bakuwadde
ssentebbe wakakiiko kebyobulamu Michael
Bukenya. Bano bagamba nti kibakumidde mu butamanya ku bulamu bwabwe.…
Bya Juliet Nalwoga Ekitongole kya Rotary Uganda kibakanye ne kawefube okusonda emitwalo gya $ 50, okugula ebyatagisa okulongoosa omusaayi wali ku ddwaliro lye Mengo. Bino webijidde ngegwanga emabageko libadde litubidde nekizbu kye bbulya lyomusaayi mu malwaliro agenjawulo. Bwabadde ayogera ne banamulire wano mu Kampala omumyuka wakulira emirmu mu kitongole kino, Dr Emmanuel Katongole agambye nti…
Bya Ndaye Moses Ministry yebyobulamu ekubye omulanga, nti betaag etteeka ekkakali, ku banatu abagaana okusima zzi kabuyonjo mu maka gaabwe, mu bugenderevu. Omuwandiisi owenkalakklira mu ministry yebyobulamu, Dr.
Diana Atwine, agamba nti embeera eyo yevaako eburwadde nga cholera. Agamba nti etteeka eririwo kkadde nnyo, ngeteeka eppya nga
kkali lyetagisa.
Bya Ivan Ssenabulya
Ekitongole kyamazzi, National Water and Sewerage Cooperation, yakukyaza olukungaana, lwebitongole byamazzi, olwa African Water Association Conference, omwezi ogujja.
Olukungaana luno, lwakubumbujja okuva nga 24th okutkira ddala nga 27th February, wano mu Kampala.
Kati lusubirwa, okwetabwamu, abakungu bikumi na bikumi, okuva mu mawanga ga memba, 40.
Okusinziira ku kiwandiiko ekivudde mu kitongole, olukungaana…
Bya Ivan Ssenabulya
Ettendekero lya Uganda Christian University e Mukono liri my kabi, olwekidukano.
Okusinziira ku Zacharias Muddu akulira eddwairo lya university erya Allan Galpin health center II, abantu 23 bebabadde bekiddukano, omwezi guno.
Bino bibadde ku mukolo, omumyuka wa ssnekulu Rev. Canon Dr. John Ssenyonyi, kwatongolezza ambulance empya, gyebaguze.
Bya Shamim Nateebwa
Abakulemeze mu Kampala bajukiza palament ku tteeka lya Tabacco control act erya 2015, eryabagibwa okulwanyisa nokulungamya ebyokufuweeta nokutunda ttaaba mu gwanga.
Abakulembeza okuva mu division 5 eza Kampala awamu nekibiina ekilwanyisa ebiragalagala ekya Uganda health communication alliance nga bakulibadwamu amyuka mayor mumasekati gwa Kampala Sam Gombwa kati begayiride gavumenti nti eteeka lino litekebwe.
Wabula Dr…
Bya Ritah Kemigisa
Gavumenti etegezezza ngabantu abakakasibwa okubeera nekirwadde kya Cholera bwebaweze 7, okuva ku 2 ababade bamanyiddwa.
Minister omubeezi owebyobulamu Dr Moriku Kaducu agambye nti ekirwadde kyongedde okutaama, nga abatwaliddwa mu malwaliro okwekebejjebwa baweze 16.
Wabula ono agamba nti waliwo nabatandise okusuuka, nga 8 ku babade mu dwaliro e Naguru baasibuddwa.
Ono agambye nti omu yekka yekafa ekirwadde…
Bya Shamim Ntaeebwa ne Juliet Nalwoga
Abatuuze be Kabowa bali mu kutya, ngemitima gibewanise oluvanyuma lwabalwadde ba chjolera 2 okudduka mu ddwaliro lye Naguru gyebabadde baawuliddwa.
Ababiri bano baterekeseeko lya Nalongo ne Peter nga baddus mu ddwaliro nga balumiriza nti teri ddagala.
Olunaku Olweggulo ministry yebyobulamu yakakasiza nti waliwo abantu 8 abawuddwa, nga bateberezebwa okubeera nekirwadde kino, kyokanga…
Bya Sam Ssebuliba ne Shamim Nateebwa
Ministry yebyobulamu etegezezza nga bwetandise okunonyereza ku kirwadde kya Cholera, ekyagobye mu Kampala.
Okusinziira ku mwogezi wa ministry yebyobulamu Emmanuel Ainebyona, abalwadde 8 kigambibwa nti bebalina ekirwadde mu kibuga.
Kati akakasizza nti 2 ku bbo babakebedde nebakaksibwa nti bwalwadde, ngabalal babakjeeko sampo zikyekebejjebwa mu kebejjezo e Butabika.
Ababiri batuuze be Kabowa mu divison…
Bya Samuel Ssebuliba.
Akakiiko ka palamenti akakola ku nsonga za mukenenya kaliko akatabo kekawandiise nga kano mwemuli obubaka obulongoseemu ababaka ba parliament bwebalina okukozesa nga banyonyola abantu ku bikwatagana ne mukenenya.
Ssentebe w’akakiiko kano Alyek Judith agamba nti eby’akazuuka biraga nga ababaka n'abakulemebeze abalala bangi bwebatamanyi kyakugamba bantu ku nsonga za mukenenya, kale nga kibadde ky'etagisa okubawabula.
Kati…