Olwali

Omukyala afumbiddwa 2

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Abasajja babiri mu ggwanga lya Kenya bassizza omukono ku ndagaano okuwasa omukyala omu. Omukyala onoaludde ng’akyanga abasajja bano bombi okumala emyaka egisoba mu ena era nga yalemererwa okulonda Sylevester Mwendwa ne Elijah Kimani bakkiriziganyizza okusula mu nju yeemu okukuza abaana beebanazaala mu mukyala ono. Bannamateeka […]

Embaga ya ba dikuula

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Mu bulamu buli muntu yetegekera embaga era nga bangi batetenkanya okukola ekisinga okuba ekirungi. Mu ggwanga lya Bungereza, waliwo embaga emenye nemiti. Oyinza okulowooza yabagagga fugge, naye nedda mbaga yabadikuula. Omwami Billy Tedeski ne kabiitewe Patty Kulwicki nga bonna bakola gwabwadikuula wamma banyumiddwa embaga . […]

Emboga gaggadde

Ali Mivule

August 23rd, 2013

No comments

  Buli omu yeeyagalira mu mulimu gwe. Abafumbi kkumi beewaddeyo okufuna emboga eyakasinga obunene mu nsi yonna Emboga eno bagenda kugisalsala baggyemue sowaani z’enva kkumi. Emboga eno eyakula n’ewola yalimwa omusajja amanyiddwa nga Peter Glaze brook  mu ggwnaga lya America. Emboga eno bukyanga bagikungula nga […]

Embwa ewadde KKapa omusaayi

Ali Mivule

August 22nd, 2013

No comments

Embwa ne Kapa bimanyikiddwa nnyo olw’obutakwagana naye nga zino zanjawulo. Embwa erabye nga Kkapa eva olw’obutaba na musaayi yewaddeyo nebagyijjako omusaayi okutaasizza kkapa eno KKapa eno okubeera obubi emaze kulya butwa bwa mmese era nga babadde balina okugikyuusa omusaayi okugitaasa   Abasawo banguye okujjako embwa […]

Obunene bumuyinze

Ali Mivule

August 21st, 2013

No comments

Ono yagejja n’awola. Alina kilo 610. Abadde amaze emyaka 2 nga tafuluma nyumba olw’obutesobola ng’abamuddukiridde bamenye enziji okumuyisaawo. Enyumba ye yagizimba tanaba kugejja Wa mu ggwanga lya Saudi Arabia

Bamulongosezzaamu wuuma

Ali Mivule

August 20th, 2013

No comments

Omusajja ow’emyaka ensanvu alongoseddwa mu bitundu bye eby’ekyaama okuggyamu fooko eyeli yayingiramu Fooko eno gyiyite wuma ebadde eweza inch 4 Bangi beebuza yagifuna atya naye ng’agamba nti fooko eno yamuyingira ali mu kwegadanga era yasooka kukitwaala ng’eky’olusaago Omusajja ono agamba nti yali ali mu mukwano […]

Ba malaaya bazisonda

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Gwe abadde alowooza nti bamalaaya tebalina mugaso wulira bino. Mu amerika banenga kaboozi era nga bazanya cinema z’obuseegu basazewo bazine ekimansulo basonde ssente baziwe abantu abali mbu mumbeera embi. Bano bakyekoze mu baala emu era nebayoola mudidi ensimbi zino era nebaziwayo. Bwobera gwe ozikiriza, nze […]

Bbaala y’abali obukunya

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Ebbaala abantu gyebagenda mu nga bali buswa eyagala kwongeramu binonnoggo Ebbaala eno esangibwa mu Bungereza abagendayo batuula nebakuba akaboozi nga bali bukunya nae nga teri yesisiswalamu Nnanyini kifo kino ekili mu Birmingham agamba nti kati ayagala bamukkirize aguze ba customer be omwenge kubanga bagumusaba Omusajja […]

Akasawo k’embwa

Akasawo k’embwa

Ali Mivule

August 15th, 2013

No comments

Abayiiya tebaggwaayo. Mu kibuga newyork ekya merica, omukyala ayiyizza akasawo mw’assa akabwa ken g’egenda okutambulamu Akasawo kano omuntua sobola n’okukaweeka n’atakalubirizibwa ng’agoba embwa ku kkubo. Wabula embwa ebadde mu kasawo kano erabise ga nyiivu nzibu ng’erabika eyagala kwetambuza  

Waddanga bimusobedde

Ali Mivule

August 14th, 2013

No comments

Omusajja eyetankidde enkagaali amalirizza ngagudde mu kipipa kya kasasiro ng’akiyita obuliri Omusajja ono abadde ali mu kwewumuzaamu era ng’akola byonna by’ayagala omuli n’okusiiba ng’awuuta abide Abakungaanya kasasiro on bamukimye nga bulijjo nga bamaze okumubikkako kyokka bagenze okuwulira enduulu ng’asaba obuyambi Poliisi ezze n’emutaasa kyokk ang’agguddwaako […]