Olwali
Akubye embuzi empeta
Omusajja enzaalwa ye Brazil asazeewo nti bagattibwe mu bufumbo obutukuvu n’embuzi ye. Omusajja ono ow’emyaka 74 asazeewo okumala obulamu bwe bwonna obusigadde n’embuzi ye gy’aludde nayo naye nga temwabuulirangako. Embaga egenda kubeerawo nga 13 omwezi ogujja Ekyewunyisa nti embuzi eno olugoye lwaayo lwebasoose okugigulira yalulidde […]
Omukwano gubatisse
Ebyentambula bisanyaladde abagaalana babiri bwebatandise okunyumya akaboozi wakati mu luguudo Abagoba ba motoka mu kibuga Shanghai ekya China babivuddeko eby’okuvuga nebadda mu kwelolera ku bayonta bano abatalinza kutuuka waka. Abagalana bano ekyewunyisa nti babadde mu motoka ya kupangisa era nga ne dereeva waabwe abadde ali […]
Embaga y’embwa
Mu ggwanga lya Srilanka gavumenti etaddewo okunonyereza ku mbwa za poliisi 18 ezagattiddwa mu bufumbo. Embwa zino zagattiddwa ku mbaga makunule eyasombodde abantu okwerolokera Wabula minister wa Srilanka akola ku by’obuwangwa agamba nti embaga eno teriiyo era yavvodde ennonno ku bufumbo. Poliisi yeetonze dda […]
Ono amanyi laavu
Omusajja omubuusi w’okumwezi akoze akatiisa eri muganzi we Omusajja ono David Osario abuse n’awandika ku mwezi ng’asaba muganzi we akkirize okumufumbirwa Bwebityo omwezi gutuuse negweyoleka n’amusaba atunule waggulu. Omuwala bimusobedde okulaba ng’asomako ebigambo ebimusaba obufumbo era mu ssanyu ery’ekitalo n’akiriza okumwagala
Akukusa ebyenyanja mu mpale
Omusajja abadde akukusa ebyenyanja mu mpale akwatiddwa nga yenna atobye. Bino bibadde mu new Zealand Omusajja ono enzaalwa ye Vietnam abadde adda mu ggwanga to Australia . Omusajja ono abadde n’obwenyannmja musanvu mu mpale kyokka nga’soose kubusiba mu buveera omubadde amazzi Obuzibu bwonna buvudde […]
KKapa bagikoze masaagi
Abantu bangi bagaala nnyo ebisolo byaabwe era nga basobola okukola buli kimu okubisanyusa Mu ggwanga lya Thailand, omusajja ayagala ennyo kkapa ye asazeewo kugikola masaagi Kkapa en0 ekwatiddwa ku lutambi nga yonna olaba nti enyumirwa okufa ko obufi . Nyini kkapa enoabadde ajinyiga n’okugiweweeta ku […]
Alidde ekigere ky’omuntu
Omusajja alidde akagere k’omuntu mu baala atanziddwa doola ebikumi bitaano Akagere kano kabadde kasuuuliddwa mu mwenge nga bw’eri enkola ku ggwnaga lya Canada mu kibuga Dawson. Mu kibuga kino abaayo , wabaawo empaka ng’omuntu anyway omwenge guno okutuuka lweguggwaamu akagere kano nekakoona ku mimwa gye […]
Ebiyenje bitolose
Mu ggwnaga lya China omusajja abadde alunda ebiyenje ebiri mu kakadde bimutoloseeko okuva mu famau mw’abadde abikuliza Ebiyenje bino bibadde bikozesenwa abasawo b’ekinnasnsi era ng’omulunzi ono yasalawo okubikuza yefunire akasente Kigambibwa okuab ng’ebiyenje bino okutoloka waliwo akumye omuliro ku biyumba byaabyo.
Abadde asaba obufumbo bimusobedde
Abasajja abamanyi omukwano bakyaaliyo ku nsi. Omusajja mu Dubai atutte muganzi we okugula ku bikozesebwa ewaka kyokka nga bw’atuuse mu nda n’abaka akazindaalo n’atandika okumuyimbira omuyimba bw’omukwano n’okumusuula obugambo obuwooma okukira omubisi Nga bw’akolerako ebikolwa era ng’abantu bamaze okukungaana, omusajja ono asse ku maviivi ge […]
Meeya asobeddwa
Meeya abadde ayogera ne munnamawulire atunudde mpwangali, munnamawulire ono bw’amweyambulidde Omuwala ono atandise bulungi okwogera ne meeya kyokka atandise mpola okujjamu ekiteteeyi n’aleka amabeere ge nga gali mu bbanga Omukyala ono amawulire g’akola gabadde gakwatagana ku ddembe ly’abakyala okutambuliza amabeere ebweru Mu ggwanga lya Canada […]