Olwali

Teri kutuuma baana yeesu

Ali Mivule

August 13th, 2013

No comments

  Omukyala eyatuuma omwana we amanya ga Yesu bamulagidde agamuggyeko. Kooti mu gwganga lya Kenya etegeezezza ng’erinnya lino bweriri erya Yesu yekka nga kiba kikyamu okuliwa omulala

Azimbye ku kizimbe waggulu

Ali Mivule

August 13th, 2013

No comments

Abayiiya ensi eno tebaggwaawo. Omugagga ayiyizza n’azimba ekifo ekikyakalirwamu ku ntikko y’ekizimbe Ekizimbe kweyatadde ekifo kye kya myaliiro 23 Poliisi wabula emulabudde mu bwnagu okujjawo ekifo kye mu bwnagu kubanga kimenya ateeka  

Kaawa gwewerabamu

Kaawa gwewerabamu

Ali Mivule

August 13th, 2013

No comments

Akafo akatunda ka chai mu ggwnaga lya Taiwan kaleese kaawa ng’omuntu okwerabamu. Kaawa ono asinze kujjumbirwa bavubuka abekungaanya nebagenda okumunywa era nga kyekyogerwaako kati    

Anoonya za kupika mabeere

Ali Mivule

August 13th, 2013

No comments

Omuwala ayagala okupika amabeere gen aye nga talina ssente asazeewo kugenda ku luguudo asabe obuyambi Christina Andrewsokuva mu Florida agamba nti akooye obubeere obutabimba   Ono nno ku luguudo ayimirirako ng’ayambadde aka bulawuzi aka pinka akaliko nti nina wensula naye njagala mabeere   Omuwala ono […]

Ekyenyanja kirya obusajja

Ali Mivule

August 12th, 2013

No comments

Abasajja mu ggwanga lya Sweden balagiddwa okwongera okusabika obusajja bwaabwe nga bagenda okukka mu mazzi . Kino kiddiridde abakugu okugwa ku kyenyanja nga kino tekibuwomeddwa bitooke byebigwa   Ekyenyanja kino kirumba basajja bokka nekibalumako ebyaabwe era nga waliwo abaluguddemu edda Abasajja nabo balabye bili bityo […]

Gogolo w’embizzi

Ali Mivule

August 9th, 2013

No comments

Omulunzi mu ggwanaga lya Holland alumya Omusajja ono agulidde embizzi ze gogolo n’okuzikolera swiiming pool weziwugira Embizzi zino zisooka kuyita mu gogolo okutuuka ku kidiba omuwugirwa era nga zirabiddwaako nga zinyumirwa okufaako obufi

Eyesittaza abantu gumusinze

Ali Mivule

August 9th, 2013

No comments

Omusajja mu ggwanga lya Australia asingisiddwa omusango gwokwesitaza abantu. Wati Holmwood yakirizza ogwokweyambula wakati mu kisawe kya rugby nga omuzayo gugenda maaso nadduka okwetolola ekisaawe kyonna. Ono mugwenyufu wabaluwa.

Asinga obukadde yetegekedde okufa

Ali Mivule

August 9th, 2013

No comments

Omusajja agambibwa okuba nga yasingayo obukadde munsi yonna ku myaka 130  yewunyisizza  abe Nyamitanga mu district ye Mbarara. Muzei Paul Munyambubya   yetegekera embuzi ze 6 enene ezokusalibwa nga afudde ,era asula nazo mu muzigo gwe ogwebisenge ebibiri . Avunanyizibwa ku bantu abalina obulemu ku mibiri […]

Tongaana kunywa naawe

Ali Mivule

August 6th, 2013

No comments

Omusajja mu ssaza Lya Ohio mu ggwanga lya Amerika akubye munne essasi lwakumugaana kuvuga nga atamidde. Java Bowling  43, akubye munne ekyaasi abadde amuggyako ebisumuluzo by’emotoka oluvanyuma lwokukongojja omumbejje namaalwa ate nga nayagala kwepampalika ku nkata avuge. Entabaza bakadde emuweddeko ali mabega wamitayimbwa nga aguddwako […]

Bano babbira ne mu Kabuyonjo

Ali Mivule

August 6th, 2013

No comments

Nga techonologiya ajja akula, n’abagezi beyongera. Mu ggwanga lya America, abantu abagezigezi bayize engeri y’okunyagululamu abali mu kabuyonjo. Kino kiddiridde abazigu bano okuzuula nti buli Muntu lw’abeera mu kabuyonjo ebirowoozo bitambula nnyo neyerabira n’ebyamututteyo. Kati nno abazigu bano bayiiyizza kabuyonjo ezituulibwaako naye ng’omuntu olugibeerako, wabaawo […]