Olwali

Kasiru ayogedde

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Omwana omuwala ow’emyaka esatu eyagaana okwogera nga bulijjo kasiru ayogedde ekigambo ekisoose mu bulamu bwe. Manyi bangi bebuuza atya naye ng’ekyewunyisa nti omwana ono ekimwogezza bya kulya Omwana ono babadde bamuwa olububi lw’amata muyite cheese okumala akabanga era babadde awo n’avaamu ekigambo Abasawo baali bamwekebejja […]

Ani asinga obusajja obutono

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Buno bwebutaba bugwenyufu, kirala. Mu ggwanga ly’Amerika mu kibuga  New york, abaayo bategese empaka z’omusajja asinga obusajja obutono. Nick Gilronan yeyawangudde empaka zino olwo ebifananyi nebiruma. Empaka zino zibadde mu bbaala emu ey’abazinyi b’ekimansulo era nga omu kwomu obwedda y’avaayo okulaga kyalinawo. Omuwanguzi abuusewo ne […]

Christmas etandise

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abantu abaeesunga ennaku nkulu bangi naye bano basusse Mu ggwanga lya America, abeesunga Christmas batandise nga waliwo edduuka eddene elitandikiddwa Edduuka lino litunda ebintu ebitali bimu omuli baluuni, ebimuli ,obuti bwa Christmas ne kalenda z’omwaka ogujja Omu ku bakoze edduuka lino Rev Roger Bush agamba […]

Obulango ku bisambi

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abasajja mu ggwanga lya Japan bakutunuulira ebisambi by’abakyala awatali kwebbiririra. Kampuni ekola ogw’okulanga ebintu etandise okulangira ku bisambi by’abakyala. Kampuni eno epangisizza abakyala abanyikira amata nebabakuba obulago ku bisambi nga bano bayita mu kibuga wakati abasajja nebafa amababbanyi Abawala bano balina kubeera nga basussa emyaka […]

Abakukusa enfudu

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Police y’oku kisaawe ky’enyonyi mu ggwanga lya Buyindi ekutte abantu babiri ababadde bakukusa enfudu. Mu migugu gyaabwe musangiddwamu obufudu obuto lukumi. Police yewunyizza engeri bano gyebasobodde okupakira obufudu buno okuja mu bitereke bye babadde nabyo.  

Omukazi gamumyuuse

Ali Mivule

July 19th, 2013

No comments

Omukyala abadde asinda omukwano ne muganzi we okumpi n’amadaala omutwe gwe gulaalidde mu byuuma   Omukyala ono wa myaka 46 okuva mu ggwanga lya Russia   Omukyala ono amaze kuggwaako jjakiriza ng’ayimuka okwambala kyokka agenze okukizuula ng’omutwe gwe teguyimuka   Abaddukirize bayitiddwa bukubirire era webamusnagidde […]

Akabaga k’embwa

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Akabaga ke mbwa akategekeddwa okuzimalako ekiwubuulo  kalese bangi nga bafa enseko   Mu kabaga kano emwa ezisoba mu 300 zeezikunganidde ku lubalama lw’enyanja gyiyite Beach nezirya obulamu Embwa zino zimanyi enyambala kubanga zizze zambadde enkofiira, Bandana, ne galubindi nga waliwo n’ezambadde obuwale bw’ebimuli bu kamiimo […]

Abakadde battukizza omukwano gwaabwe

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Omusajja n’omukazi abaali bagalana kyokka nebeebulako nga bakyaali bato bazzemu okusisisnkana Baweza kati emyaka 80 kyokka nga webakoma webatandikidde nga bagenda kwekuba mbaga   Omukyala wa myaka 89 ate omukyala alina 87 nga buli omu yabula ku munne mu ssematalo ow’okubiri   Bannamukadde kano basazeewo […]

Aba poliisi bekubye empi

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Mu china abasirikale ba traffic babiri nga bakyala bagobeddwa ku mulimu lwakulwana . Ababiri bano bagwanganye mu malaka nga kw’otadde okwepacca empi. Abaabadde mu mugoteko gw’emotoka bavudde mu by’okuvuga ne beerabira  ku b’afande abaabadde beemala egayangano. Abagoba b’emotoka babakubidde engobe bakendeze ku mugotteko nga bafuyira […]

Omuzungu asobeddwa

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

Omusajja enzaalwa ya America ekimazeeko abantu bw’agolokose nga takyamanyi yadde akazungua katono. Omusajja azuukuse ayogera lu swiidi lwokka nga tajjukira na byabaddewo Omusajja ono Michael Boat Right nga wa myaka 61 asangiddwa nga tamanyi bili ku nsi kyokka ng’oluzze engulu nga bamututte mu ddwaliro n’atandika […]