Omusajja poliisi gw’ebadde ewenja yewaabye yekka bw’assizza ekifananyi kye lu mukutu gwa facebook mu butanwa
Anthony James abadde ayiggibwa okuva omwaka oguwedde kyokka nga wayise eddakiika 45 zokka okumukwata bw’atadde ekifananyi ku facebook
Omusajja ono abadde ayiggibwa ku bigambibwa nti aliko omusajja gweyakuba
Mu china ebibumbe 2 nga biri bwerere biwanuddwa ku kifo ekiribwaamu emmere ekimu lw’abantu kwekubira enduulu mu b'obuyinza.
Ebibumbe bya ba Budha bino nanyini kiriiro yali yabiwanika ku kasolya k’ekiriro kye wabula banansi bategezezza nti kuno kujooga kwenyini okwambula Budha abantu abangi gwebakiririzamu n’okugoberera ediini ye.
Ebibumbe bino bibadde bibiri nga byakula ne biwola.
Okufa buli omu akumanyi nti gyekuli naye nga teri ayagala kukola kiraamo yadde okukkiriza nti atuuse okufa
Mu ggwanga lya Sweden omusajja ow’emyaka 81 afunye obutakkaanya ne famile ye asazeewo kubasomera kiraamo kye
Omusajja ono abadde ku ndiri , abenganda ze balowozezza nti afudde kwekukima ebintu abangu mu ddwaliro.
Kibaweddeko okumusnaga ku kitanda kye ng’atudde era wano n’ayita…
Abantu booya ebintu bingi omuli ebbumba , kaawa n’ebiralala naye ate ono asusse
Okukyala ono bw’akwata kun appi erimu omusulo asulawo busuzi
Omukyala ono abeera mu kibuga queen muu newyork agamba nti tasobola kumala ssaawa nga tasise ku musolo era nga nappy gy’ekoma okunnyikira naye okunyumirwa
Ono Takoma ku nappi za mwana we yekka wabula n’ezabaana ba mikwano…
Omukyala akuzizza emyaka ekikumi ekimazeeko buli omu b’apangisizza abantu abazina nga bali bukunya okusanyusa abagenyi be.
Doris on ono atambulidde mu motoka kika kya Limosine okutuuka ku kabala w’atadde emikolo gye
Atambudde n’akazigo kebasiiga abaana abato kebasoose okumukolesaako masaagi olwo n’asooka anyumira abazina obukunya abasajja
Mu ggwanga lya Norway waliwo kkampuni ekoze akalango nga kakubiriza abantu okukozesa ba muzibe .
Akalango kano kooleka abagaala na babiri nga basinda omukwano kyokka ng’omukozi waabwe tabalaba era bamala ebyaabwe buli omu n’akola ebibye
Akalango kano kagamba nti oyagala kwewala ngambo, kozesa muzibe, tojja kwejjusa
Omukyala enzaalwa ye Bungereza akubye bannamateeka be mu kooti ng’abalanga butamubuulira nti okussa emikono ku kiwandiiko ky’okwawukana ne bba kyaali kyakukosa obufumbo bwe.
Jane agamba nti bannamateeka be tebamubuulira kabi kali mu kussa mukono ku kiwandiiko ekibawukanya ne bba
Omukyala ono agamba nti mu katuliki kale nga yali tasuubira nti bayinza okwawukana ne bba
Ono agamba nti yye…
Kati bbyo ebyewunyisa tebiggwa mu nsi.
Omusajja abadde tasobola kuwuga atuuyanye nga bwezikala ejjego bwerikubye eryaato kw’abadde mu ggwanga lya Taiwan.
Ono ekimuyambye nti amaaso agakubye ku kibaawo ekigambibwa okuba ekya ssaduuko y’abafu era kuno kweyerippye okumala ennaku 2.
Ono nno ssi muvubi kyokka nga yayagadde okukwatayo ku byenyanja okufunamu ensimbi ez’okulabirira mukyala we ali olubuto.
Omusajja ono asangiddwa…
Kubamu akafananyi ng’obadde owuga n’alaba goonya ng’eri mu kidiba ky’olimu.
Mu ggwanga lya Australia, gibadde misinde ate abalala batuuse n’okunywa amazzi okukirako ebyenyanja bwebalabye ka goonya nga kawuga nabo mu mazzi.
Omusajja abadde awuga y’asoose okulaba ka goonya kano era n’asooba mpola kyokka nga bw’akoonye ku abadde amulilaanye ekubye enduulu olwo ensitaano n’etandika mu mazzi.
Abalabirira ekidiba kino…
Omukyala abadde anoonya omusajja gw’asisinkanye kyokka n’atamujjaako namba ya ssimu apangisizza kyaalo kiramba okunoonya omusajja ono
Omukyala ono omusajja gw’anoonya amusisinkanye ku mukutu gwa yintaneti mu baala bw’abadde atunda
Omukyala ono akuzisizza n’ebipande ng’alanga omusajja amubuzeeko n’asaba amumanyi amubuulire oba ye kenyini omusajja bw’aba abirabye omukubire.
Omukyala ono agamba nti musanyufu kubanga afunye abantua bamukubira abawera era ng’akikakasa…