Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ebigezo bya P.7 bitandise

File Photo: Abayizi nga bakoola ebigeezo bye kyo musanvu Ab’ekibiina ekyomusanvu olwaleero lwebatuula ebigezo byabwe ebyakamalirizo. Ssabawandiisi w’ekitongole ky’ebyebigezo mu ggwanga  Matthew Bukenya agamba abayizi abasoba mu  620,000 basuubirwa okutuula ebigezo bino mu bifo ebisoba mu  7,800. Amakya galeero abayizi bakutuula ekigezo kya  Social Studies n’oluzungu olwo olunaku olwenkya bakole okubala ne sayansi. Mungeri yeemu Bukenya agamba olwokubeera abenkanya,…

Read More

Enyonyi ya Russia agudde

Waliwo enyonyi y’eggwanga lya Russia egudde mu masekati ga Sinai mu ggwanga lya Misiri ngerimu abantu abasoba mu 200. Enyonyi eno ekika kya  Airbus A-321  esimbudde okuva ku Red Sea resort neyolekera ekibuga St Petersburg mu ggwanga lya Russia. Amawulire okuva mu ggwanga lya Misiri galaze nti ebipapajjo by’enyonyi eno bimazze okuzulibwa era nga ambulance ezisoba mu…

Read More

Babiri bafudde obutwa

Abayizi babiri okuva ku ttendekero lya Mukuju Core Primary Teachers College bafudde oluvanyuma lw’okulya Chapati ezirimu obutwa. Abalala bana bali bubi mu ddwaliro lya Tororo. Abatwala essomero lino bategeezezza nga John Opera ne Patrick Owori bwebalidde Chapati ezigambibwa okuba nga birimu obutwa. Akulira essomero lino agambye nti abayizi abakoseddwa babadde babadde bafulumyeemu oluvanyuma lw’okusoma kyokka nga oluvanyuma batandise…

Read More

Aba Sheema bawakanya ebivudde mu kamyufu

Abamu ku bawanguddwa mu kamyufu ka NRM mu bitundu bya Ankole bagaanye ebyavudde mu kamyufu. Okuva mu district ye Sheema,ababadde besimbyewo okukikirira Sheema south mu parliament okuli Eng. Raymond Kamugisha, Jonas Tumwiine ne Dr. Polly Katete bataddeyo okwemulugunya kwabwe mu butongole eri akakiiko k’ebyokulonda mu NRM. Bano bagala okulonda mu kitundu kino kudibwemu ngabagamba nti kwabaddemu okubbira…

Read More

ZZiwa neera bamuwnagudde mu NRM- Wanyoto y’akulira kati abakyala

Agava mu kisaawe e Namboole galaga n’omukyala Lydia Wanyoto bw’awangudde obukulembeze by’abakyala mu kibiina kya NRM. Ono yagenda okudda mu kifo kya Jacquline Mbabazi. Wanyoto awangudde abalala okuli Nusura Tiperu, Margret Nantongo Zziwa n’abalala. Mu malala , omubaka omukyala akikirira disitulikiti  ye Wakiso Rosemary Sseninde awangudde ekifo ky’amyuka Ssentebe w’ekibiina kya NRM mu masekati g’eggwanga. Sseninde awangudde Juliet Najjuma…

Read More

Poliisi egaanye Mbabazi enkungaana

Poliisi eyisizza ekiragiro ekiyimiriza eyali ssabaminista Amama Mbabazi okukuba enkungaana mu kibuga ng’amaze okuwandiisibwa okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga ku bbalaza Ssenkaggale wa poliisi agambye nti okusaba kwa Mbabazi eri KCCA okukuba olukungaana mu kibuga tekuggya kukkirizibwa. Kaihura agambye nti etteeka erirambika enkungaana likirambika bulungi nti poliisi erina okutegeezebwa kyokka nga yye Mbabazi yakomye kutegeeza KCCA. Kaihura agambye nti…

Read More

Enkulungo ya Nantawetwa ekwasiddwa Buganda

Ekitongole kya Kampala Capital City Authority kikwasizza Obuganda enkulungo ya Nantawetwa eri obwakabaka bwa Buganda. Ng’awaayo enkulungo eno, akulira abakozi mu kibuga Jennifer Musisi agambye nti omulimu gwa Nantawetwa ono n’oluguudo lwa kabakanjagala gumazeewo obukadde 169. Ensimbi eziwerera ddala 209 zeezasondebwa aba KCCA, abantu sekinoomu n’aba kkampuni ya UAP. Musisi agambye nti bamaze okuwandiikira abakola ku byobulambuzi mu…

Read More

Pulezidenti Museveni alumbye Mbabazi

Pulezidenti Museveni alumbye eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi ng’amulumiriza okuttattana ekitebe ky’ekibiina. Ng’ayogerako eri bannakibiina abakungaanidde e Namboole , pulezidenti agambye nti Mbabazi ekiseera kyeyamala nga ssabawandiisi w’ekibiina yadibaga bingi ku kibiina n’ategeeza nti ate Mbabazi tali yekka kubanga bannakibiina bangi abakulembeza ebyaabwe. Asabye abakulembeze okubeera n’omwoyo ggwanga, nga bakola n’omutima gumu okuwereeza abantu ababassaamu obwesige. Ono ategeezezza…

Read More

Okulonda kubeewo mu Central African Republic

Akulira eggwanga lya Central African Republic owekiseera ategeezezza ng’okulonda mu ggwanga lino bwekulina okukwatibwa ng’omwaka tegunnaba kuggwaako okwewala entalo. Catherine Samba Panza agambye nti embeera mu ggwanga lino eyongera kubijja nga kino kivudde ku butalonda, amaloboozi g’abantu negatuulibwaako. Eggwanga lya Central African Republic libaddemu okulwaana okuva ekibinja ky’abasiraamu kirya buyinza mu mwaka gwa 2013.

Read More