Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Bannakyeewa bawakanyizza ebbago

Ebibiina by’obwa nnakyeewa mu ggwanga bisabye gavumenti okusazaamu ebbago ly’etteeka ku mirimu gyaabyo Ebbago lino okusinziira ku bibiina lino ligendereddwaamu kubalemesa mirimu Yye akulira ekibiina kya Human rights Centre Uganda Margret Ssekajja agambye nti ebbago lino lirimu obuwaayiro obukakali obubalemesa ono n’ako akassaawo ebibonerezo ebikakali eri ababirimu abava ku luguudo gavumenti kw’ebagaala Ssekajja agambye nti palamenti yandibadde esooka…

Read More

Abasomesa ne gavumenti basibaganye enkalu- akeediimo kakyaliko

Akafubo wakati wa gavumenti n’abasomesa kafundikiddwa nga tewali kituukiddwaako Abasomesa bano balangirira okwekalakaasa okutaliiko kkomo okutuuka nga bongezeddwa emisaala n’okuweebwa ensimbi zaabwe ez’okwekulakulanya Abasomesa ne gavumenti basibaganye enkalu nga gavumenti egamba nti terina ssente kyokka nga nabo balemedde bagaala zaabwe Atwaala omukago gwaabwe Margret Rwabushaija kati agamba nti bategeraganye okuddamu okusisinkana olw’okusatu kyokka nga kko akeediimo kakyagenda mu…

Read More

Abasomesa balemedde ku nsonga yadde ba RDC bakanze nga bwebajja okugobwa ku mirimu

  Akeediimo k’abasomesa kasanyalazza ebyensoma naddala wano mu kampala. Abayizi bali wabweru bakonkomadde nebyabatumwa nga olusoma luggulawo awatali basomesa babafaako. Ebibiina ebisinga bikalu nga era n’abasomea abamu bakyali mu mayumba gaabwe  ebyokusomesa  ssibyebaliko. Ku Masomero ag’enjawulo okuli Old Kampala Primary school, Bat Valley ne Mengo  abayizi bali bweru bezanyira. Gyebuvuddeko Ssentebe w’ekibiina ekigatta abasomesa bano mu ggwanga  Margret Rwabushaija y’ategezezza…

Read More

Tewali nyonyi yakubiddwa- UPDF

Amagye ga UPDF geganye ebigambibwa nti waliwo enyonyi yaabwe eyakubiddwa mu ggwanga lya South Sudan. Abayeekera abakulemberwa  Riek Machar baategezezza nga bwebakubye enyonyi ennwanyi eyabadde egezaako okusuula bbomu mu nfo zaabwe e Malakal. Omwogezi w’amagye ga UPDF Agomubbanga Maj.Tabaaro Kiconco agamba amagye ga UPDF tewali bikwekweto byonna byegetebamu mu ggwanga lino mu kiseera kino. Ono agambye nti baakoma…

Read More

Baryamureeba ajja ku bwa pulezidenti

  Eyali amyuka ssenkulu w’ettendekero ly’e Makerere  Pulofeesa  Venancius Baryamuleeba alangiridde nga bw’agenda okwesimbawo ku bwa pulezidenti omwaka ogujja. Nga ayogerako nebannamawulire amakya galeero, Baryamureeba ategezezza nga bw’agenda okwesimbawo bwanamunigina era ssiwakugyira mu kibiina kyabyabufuzi kyonna. Ategezezza nga bwayagala okulaba nga empeereza y’emirimu erongooka mu ggwanga nga era wakufa nyo ku byenjigiriza. Baryamureeba says the country needs good leadership…

Read More

Abe Masaka bayigga zakukyaaza bachina

Disitulikiti mu bitundu bya Greater Masaka biyigga obukadde 80 okukyaaza bamusiga nsimbi aba China mu kitundu kyabwe.   Ssentebe wa disitulikiti ye Masaka  Joseph Kalungi agamba betaaga ensimbi zino okutegeka olukungaana olugenda okwetabwamu abakulembeze okuva mu disitulikiti 8.   Kalungi agamba disitulikiti ye y’awaddeyo dda hectares 259 ku kyalo Mazigo mu gombolola ye Bukakata eri bamusiga nsimbi abagenda okuteekawo…

Read More

Essomero liggaddwa lwa bbanja

Abayizi ku ssomero lya  Ushindi primary school bibasobedde oluvanyuma lwa bawanyondo ba kkooti okuggala essomero lino ku biragiro bya kkooti. Abayizi bakedde ku ssomero lino naye babaganye okuyingira ebibiina . Enkayana ziva ku  Emmanuel Tumwine Ayume okuguza bananyini ssomero lino ettaka emyaka 10 egiyise wabula baganda be nebemulugunya nti mwanyina y’atunda ettaka lino nga tabebuuzizzaako era tebakkiriziganya…

Read More

Abasomesa beediimye- teri kusomesa- abayizi bazannya

Akediimo k’abasomesa kasanyalazza ebyensoma naddala wano mu kampala. Abayizi bali wabweru bakonkomadde nebyabatumwa nga olusoma luggulawo awatali basomesa babafaako. Ebibiina ebisinga bikalu nga era n’abasomea abamu bakyali mu mayumba gaabwe  ebyokusomesa  ssibyebaliko. Omusasi waffe Herbert Zziwa atuuseko mu massomero ag’enjawulo okuli Old Kampala Primary school, Bat Valley ne Mengo nga abayizi bali bweru bezanyira. Gyebuvuddeko Ssentebe w’ekibiina ekigatta abasomesa…

Read More

Abasomesa baweze- teri kudda mu bibiina

Abasomesa baweze obutalinya mu bibiina newankubadde nga minisitule y’ebyenjigiriza ebalagidde beyanjula mu bibiina ku balaza ya weeki ejja awatali kwekwesa nsonga yonna. Abasomesa ne minisitule y’ebyenjigiriza basika omuguwa ku misaala gyebagaala gyongezebwe n’ebitundu 10 ku kikumi kko n’ensimbi zaabwe ez’okwekulakulanya ezabaweebwa pulezidenti Museveni. Ssentebe w’ekibiina ekigatta abasomesa ekya Uganda National Teachers union Margret Rwabushaija agambye nti kyebakola…

Read More

SSabassajja agenda Kyaggwe

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 2 wakulabikako eri obuganda ng’ennaku z’omwezi 30 ku nkomerero y’omwezi guno mu Ssaza lye Kyaggwe. Ssabasajja agenda  kutongoza olunaku lwa gavumenti ez’ebitundu, olugenda okutandika okukuzibwa buli mwaka. Essaza lye Kyaggwe lyeryasinga okukola obulungi mu masaza gonna omutanda n’asiima litegeke emikolo. Enteekateeka ziri mu jjiya nene nga n’enkiiko zigenda maaso okutegeka omukolo guno. Mu lukiiko…

Read More