Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ettaka libisse abantu

Abantu abasoba mu  50 bafudde oluvanyuma lw’ettaka okubumbulukuka nelibaziika  mu ssaza lye  Antioquia  mu ggwanga lya Colombia. Omukulembeze w’eggwanga lino  Juan Manuel Santos ategezezza nga ab’obuyinza bwebatamanyi bantu bameka bakyabutikiddwa  naye nga batya nti abawerako baakiziddwa. Enkuba eyatonye nga tesalako y’aviiriddeko omugga  Liboriana okubooga amazzi negeera ettaka eryabumbulukuse neribikka abawerako.   Abaddukirize batuuse dda nga era banji basima mu…

Read More

Ambulensi yakusasulira

Abalwadde baakukwata mu nsawo zaabwe okusasulira emmotoka etambuza abalwadde mu disitulikiti ye Nebbi.   Bano kati baakusasulira amafuta singa wabaawo alina okutwalibwa mu ddwaliro.   Akulira eddwaliro lye Nebbi  Dr. Charles Kissa bino abitegezezza awaayo ambulance eno eri abakulira eddwaliro lye Nebbi.   Omu ku bakulira eddwaliro lino  Gilbert Onencan agamba minisitule y’ebyobulamu ebawa ensimbi ntono okuddukanya eddwaliro lino kale nga…

Read More

Abadde yetta lwa mukamwana

Poliisi mu disitulikiti ya  Amuria eriko omukazi ow’emyaka 46 gwekutte lwakugezaako kwewa butwa yette nga alumiriza mukamwanawe okumuyisaamu amaaso.   Okusinziira ku yeerabiddeko n’agage,Margaret Idiat agezezzaako okwetta nga agamba akooye okujoogebwa.   Mukyala  Margaret Idiat agamba mukaamwanawe ono Hellen Apio tasiima.y’abagulira ettaka n’okulabirira mutabaniwe mungeri eyenjawulo naye mukazi we amuyisaamu amaaso nga kwogasse n’okumuyita malaaya.   Atwala poliisi ye Amuria Joseph…

Read More

Okuzimba oluguudo lw’eggaali kutandika akadde konna- Minista

Minisita webyenguudo Engineer John Byabagambe ategezezza nti omulimu gwokuzimba oluguudo lwe ggaali yomukka olwa STANDARD Gauge Railway ebula mbale gutandike. Agambye bana Uganda yonna gyerunayita tebagenda kutandika kintu kyonna nga tebamaze kuliyirira bantu, abasing kyebabadde bererikiridde. Asinzidde mu Colline Hotel e Mukono mu musomo ogwategekeddwa ministry yenguudo okunyonyola abakulembeze nabatuuze, nagamba nti gavumenti yatekawo ensawo enzibizi okuliyirira…

Read More

Poliisi ezinzeeko Besigye ne Lukwago

Poliisi ezinzeeko amaka g’eyali ssenkagale w’ekibiina kya FDC  Dr. Kiiza Besigye ne loodi meeya erias Lukwago nebabalemesa okuva ewaka. Besigye y’omu ku kibinja kyabanakibiina kya FDC abasuubirwa okulabikako mu maaso g’akakiiko ka palamenti ak’ebyamateeka akakola ku nsonga z’ebbago z’etteeka ku nongosereza mu ssemateeka w’eggwanga. Ekikwekweto kino kikulembeddwamu omu ku baduumira ebikwekweto bya poliisi e Kasangati  Fred Ahimbisibwe…

Read More

Okutuula ku ttooyi kibi

Abantu bangi ennaku zino bettanira kabuyonjo enzungu ezitulwaako naye obadde okimanyi nti kibi okutikkula ng’otudde Ekitabo ekijja ekifulumiziddwa kigamba nti buli lw’otuula ng’ofuluma etuulira emisuwa era nga kisobola okuvaako obulumbi ng’omuntu afuluma Awandiise ekitabo kino amanyiddwa nga Enders agamba nti omuntu asaanye okusitama okwewala ebizibu bino byonna

Read More

Bafunye solar

Abatuuze mu gombolola ye Nabbaale district ye Mukono abakozesa e Ddwaliro lya gavumenti, Nabalanga Health Centre 2 badukiriddwa ebibiina byobwanakyewa mu kulongoosa embeera ye ddwaliro ebadde embi ennyo. Children Safe Uganda ne Ssuubi Community Project nga bakulembeddwamu Kiwalabye Habert bawaddeyo Solar zibayambe okugoba enzikiza mu ddwaliro kuba babadde tebalina masanyalaze. Lino lye ddwaliro lyokka eriri…

Read More

Abasabaaza abantu bakwekalakaasa

Abasabaaza abantu mu kibuga balangiridde nga bwebagenda okwekalakaasa ku lusooka lwa ssabbiiti ejja ssinga ensonga zaabwe tezikoleddwaako Bano kuliko aba baasi, aba Taxi, bi loole ne Bodaboda Bemulugunya ku kyebayise okutulugunyizibwa KCCA nga tebasobola kukola Atwala aba biloole omukulu Byron Kinene agambye nti bakooye okubajjako ssente za pakingi, nga ne bannaabwe abasoba mu 40 bali Luzira Bano era bawakanya…

Read More

Munyweeze eby’okwerinda ku MUBS

Oluvanyuma lw’obulumbaganyi okweyongera ku bayizi, ab’ettendekero lya MUBS balagiddwa okussaawo obukuumi eri abayizi abasoma akawungeezi. Kiddiridde okuttibwa kw’omuyizi Beatrice Mudondo eyattiddwa ku nkomerero ya wiiki Omwogezi wa poliisi Fred Enanga agamba nti ebisulo by’abayizi birina okubeerako abakuumi n’amataala okwewala okubakola obulumbaganyi Enanga gamba nti kati bakwatagaye n’abatwala ettendekero lino okulaba engeri y’okuyambamu

Read More

Ssabawaabi alonze asikidde Kagezi

Ssabawaabi wa gavumenti alonze bannamateeka bataano okukola ku musango oguvunaanibwa abagambibwa okutega bbomu mu mwaka gwa 2010. Ekibinja kino kyakukulemberwa omukyala Suzan Okalany okuzibikira ebituli ebyalekebwa omukyala Joan Kagezi eyakubwa amasasi ng’adda ewaka n’afa Olukiiko olubalonze lukubiriziddwa omulamuzi Alphonse Owinydollo nga kati gwo omusango gwakuwulirwa nga 8th omwezi ogujja Abavunaanibwa 12 kigambibwa okuba nti beebatega bbomu ku Kyaddondo…

Read More