Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abadde akabasanya abaana

Mu district  eye Gulu Omukazi ow’emyaka 37 akwatiddwa lwakukabasanya obulenzi 2. Betty Adong y’akwatiddwa lwakukola bikolwa byansonyi ku balenzi bano okuli ow’emyaka 14 ne 15 ku kyaalo Ocim mu gombolola ye Lalogi. Agavaayo galaga nti Nakyaala ono yabadde ku bugenyi mu maka g’abazadde b’abaana bano,wabula bwebbaatusse mukiro, naayita obwana buno nabuyigiriza ebyensonyi. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya…

Read More

Poliisi erabudde abe Kayunga ku kwekalakaasa

Poliisi mu disitulikiti y’e kayunga egaanye okusaba kw’abamusaayi muto b’ekibiina kya Dp, nga bano baabade bategesse  okukungubaga nga bajjukira nga bwejiweze emyaka 5 bukyanga Ssabasajja agaanibwa okugenda mu ssaza lye elye Bugerere. Abavubuka bano nga bakulembeddwamu  Anthony Wandimba baabadde baagumbye dda e Kayunga okwetegekera okukungubaga olunaku lw’enkya. Wabula aduumira poliisi ye Kayunga  James Kicohoncho  agamba olukungaana luno…

Read More

Alipoota ku maggye yabulimba

Omukago ogutaba amawanga ga Africa ogwa African Union gukubye ebituli mu alipoota y’ekibiina ekya human rights watch, nga eno akawungeezi yalaze nga abajaasi abali mumukago gwa africa bwebasobya ku bakyala mu gwanga lya somalia. Okusinziira kukiwandiko kyetuufunye okuvva mu kakiiko ka Africa, akakiiko kategeezeza nga bwekagenda okukola kyonna ekisoboka okwenenya byona ebyabade mu alipoota eno, era…

Read More

Aba NSSF babakunyizza

Ssentebe w’olukiiko  olufuga ekitavvu ky’abakozi  Ivan Kyayonka,  ateeeredwa ku ninga anyonyole  lwaki okulondebwa kwabakungu ab’okuntiko kulukiiko olufuzi luno kwalwa okumala ebbanga. Bwabade alabiseeko maaso g’akakiiko  akalondoola ensonga zino, kyayonka asabidwa mangu dala anyonyole lwaki okulondebwa kwa Edgar Agaba, Patrick Ayota ne Richard Wabwire kwali kwabireego . Ababaka okubade Alex Ruhunda, Theopista Nantongo ne Vincent Bamulangaki, batabukide kyayonka…

Read More

Omusiisi w’embizzi alula

  Mu disitulikiti ye  Buyende poliisi ekubye omukka ogubalagala okutaasa omusiisi w’embizzi ku batuuze  gwe babadde  baagala okugajambula nga   bamulumiriza okubaguza enyama  erimu obutwa. .Charles  Otala Ochen y'awonye okugajambulwa oluvanyuma lw’abawomerwa enyama eno  abawerako okwemulugunya  nga kagisiika bwayagala okubatta.  bano  baavudde mu mbeera oluvanyuma lwa Moses Babi okutemesaayo kilo yakabiriizi wabula yabadde tanajimala ku lusaniya n’atandika okusesema olwo…

Read More

Aba taxi e Nateete bekalakaasa

Abagoba ba taxi mu paaka y’e Nateete bazzemu okwegugunga nga bawakanya ensimbi endala ezibasolezebwako. Bano kati basazeewo okufulumya taxi zaabwe zonna mu paaka eno okugyako nga nanyini yyo Luis Ntale asazizaamu eky’okubaggyako ensimbi zino. Ensimbi ezogerwako ze 3000 ezabuli taxi atikka zebagamba nti zakubanyigiriza Nga bakulembeddwamu ssentebe waabwe Abdul Kareem Bbaale , bemulugunya nti basasula emitwalo 12 buli…

Read More

Abatund afirimu bafunye bbeetu

Kkooti y’ebyobusuubuzi ewadde obuyinza abazanyi ba firimu okukwaata firimu zaabwe okuva eri abo abazitunda oluvanyuma lw’okuzookyamu mu bukyaamu. Bano bazze bemulugunya nga bagamba bafiirizibwa byansusso olwabantu bano abooza mu mirimu gyaabwe nga baagala gavumenti eteeke munkola etteeka ly’ebiyiiye by’obwongo erya Copy right . Omulamuzi Henry Peter Odonyi ategezezza nga bano ensonga yaabwe bwerimu eggumba wabula nga tebalina…

Read More