Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Akasattiro e Makerere- abatujju bagaala kuyita mu bayizi

Poliisi ekyakunya abamu ku bayizi b’ettendekero lye Makerere oluvanyuma lw'okufuna amawulire nti waliwo omuyizi eyasuubiziddwa obukadde 15 abantu abatanategerekeka singa asuula ekitereke kya bbomu ku ttendekero ly’ebyakompyuta. Amyuka omwogezi wa poliisi mu ggwanga  Polly Namaye agamba baakunyizza dda abamu ku bayizi era balina webatuuse. Byo eby'okwerinda bikaligiddwa ku ttendekero era nga bino bijjidde mu kaseera ng'abatujju bagenda…

Read More

Bukenya wakwesimba ku Museveni

Eyali omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga  Gilbert Bukenya akinaguse nti teyejusa kunonyeza munna Dp  Brenda Nabukenya kalulu mu district ye Luweero. Bukenya yakubidde Nabukenya kakuyege  e  Luweero era nategeeza nga Nabukenya bwali omuntu omutuufu okuleetawo enkyukakyuka mu district eno. Bukenya agamba Nabukenya Mukyala alengerera ewala, ate nga muvumu kale nga bannaLuweero tebasaanye kutunula walala nga balonda. Wabula kyo ekibiina kye…

Read More

Abasawo beediimye e Kamuli

Abasawo mu district ye Kamuli bediimye. Bano bemulugunya kumala myezi 2 nga tebalaba mu musaala. RDC Herman ssentongo yazze n’abamu ku bakulira eby’obulamu mu district eno mu kampala okulaba lwaki n’okutuusa kati abasawo tebanasasulwa. Ku ddwaliro ekkulu abasinga bekolera gyabwe awatali kukwata ku mulwadde.

Read More

Kokoolo w’abasajja yandiba ng’ava mu kwerigomba

Omulwadde bwa kokoolo akwata abasajja bwandiba nga buyita mu kwegatta Bannasayansi abakyagenda mu maaso n’okunonyereza ku kirwadde kino , bagamba nti obubonero bwonna bwebafuna bulaga akakwate wakati wa bino. Abasawo bano wabula bagamba nti bino tebisaanye kuleetera bantu kufndikira nti kokoolo ono ava mu kwegatta. Abanonyereza okuva mu university ye Califonia bakebezze kokoolo w’abasajja abatali bamu okuva lwebafumuna

Read More

Bamusaayi muto basitula nkya

Team yabamusaayi muto eyomuzannyo gwokubaka eya She Pearls egenda kusitula enkya kulwokusatu okwolekera egwanga lya Botswana mumpaka za Africa Youth championships. Team eno egenderako abazannyi 10 wamu nabakungu babiri okuli omutendesi Mubiru Rashid nomuwandiisi wekibina ekikulembera omuzannyo guno mugwanga Annet Kisomose. Emizannyo emirala egigenda okukirira Uganda kuliko emisinde,okuwuga,Table tennis,Basketball ne Badminton mumpaka ezigenda okutandika nga 22nd okutuuka…

Read More

Luweero ayuuguumye nga kampeyini zifundikirwa

Luweero ayuuguumye ng’abesimbyeewo ku kifo ky’omubaka omukyala bakomekkereza okuyigga akalulu. Aba NRM babadde Bombo ng’eno pulezidenti Museveni asabye abantu okulonda Rebecca Nalwanga kubanga alina obusobozi. E Wobulenzi, abavuganya gyebabadde nga bano babaddemu ababaka ba palamenti bonna. Bano era beegattiddwaako eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga era Munna NRM kakongoliro Prof Gilbert Bukenya. Bano bategeezezza nga Nabukenya bw’alina okudda mu palamenti k’abe…

Read More

Enyonyi eyigga abawala efudde

Enyonyi ya Bungereza eyasindikibwa okuyambako mu kuwenja abawala abasoba mu 200 abawambibwa ab’akabinja ka Bokoharam efudde Ono ewaliriziddwa okugwa mu ggwanga lya Senegal gy’eri mu kukolebwaako. Enyonyi eno yava mu Bungereza ku lunaku lwa ssande Aba America bbo basindika obunyonyi obwevuga bwokka okuyigga abawala bano.

Read More

Abatembeeyi babayodde

Abatembeeyi b’okumakubo abasoba mu makumi 40 beebayoleddwa okuva mu kibuga. Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti abantu bano babajje ku luguudo lwa Luwum, Kampala ne wandegeya Kaujju agamba nti ekyewunyisa nti abasinga mu bakwatiddwa bayizi ba masomero abatalina kuba nga bakola Kawuju agamba nti n’ekikwekweto ekikwata abagula ku bantu bano nakyo kyakugenda mu maaso

Read More

Ebya Monitor bifu- Wafula Oguttu

Abava ku ludda oluvuganya mu palamenti bawakanyizza ebyafulumidde mu mpappula z’amawulire nga biraga nti bannayuganda bangi bakyawagira  pulezidenti museveni. Aba Daily monitor nga bali wamu n’ekibiina kya Uganda Governance Monitoring Platform  kulaga nti abantu bangi bawagira eky’ababaka mu palamenti ekya pulezidenti museveni okuddamu okwesimbawo bwekiwagirwa abantu abaweza ebitundu 54 ku kikumi ate nga ebitundu 33 ku…

Read More

Abalala babanja byaabwe

Obusinga bw’ e Rwenzururu bwegasse ku bukulembeze bwennono obwenjawulo obubanja ebintu byabwo. Omusinga  Charles Wesley Mumbere mu kawefube ono alonze akakiiko k’abantu 7 nga kakulembeddwamu  Rev. Can. Nason Baluku okuteseganya ne gavumenti ku ky’okudizibwa ebintu byabwe . Wabula Mumbere agamba nti ebimu ku byebabanja ate obukama bwa Tooro bwabyediza. Awadde ekyokulabirako nga ekirombe kye Kilembe, enyanja ye Katwe…

Read More