Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Uganda eyongedde okusereba

Uganda kati eri mukifo kya 86 okuva mukye 85 munsengeka ezifulumiziddwa ekibiina ekifuga omupiira gw'ebigere mu nsi yonna ekye FIFA. Spain ekyakulembedde n'eddirirwa Germany mu nsi yonna ate Ivory Coast ekulembedde mu Africa wabula mu nsi ekwata kya 21. Yo Brazil ,abagenda okutegeka ekikopo kyensi yonna mu mwezi gwomukaaga basenvudde ebifo bisatu nga kati bakwata kyamukaaga.  

Read More

FUFA efunye akabonero akapya

Ekibiina ekikulembera omupiira gwakuno kitongozza akabonero akapya akagenda okukozesebwa team ya Cranes mumpaka zomupiira ozokusunsulamu abanetaba muza Africa omwaka ogujja. Omukulembeze wa Fufa Moses Magogo kino akikoze kumukolo ogwokutongoza empaka zekikopo kya Africa ezigenda okubeera e Morocco omwaka gwa 2015. Akabonero akapya kawukana kwaako akabadewo era kano tekalimu Ngaali nga bwegubadde wabula emunyeenye 5 ezilaga ebintu bya…

Read More

Olutalo ku ndwadde ezitasiigibwa

Olutalo ku ndwadde ezitasiigibwa mu bitundu by’ebyaalo lwongeddwamau amaanyi. Ab’ekibiina kya AMREF health Africa beeyamye okwongera amaanyi mu kulaba nti bakuba enkambi mu byaalo okwongera okutuusa obujjanjabi ku bantu n’okubasomesa Akulira ekibiina kino Benet Leykun agamba nti ekigendererwa kyaabwe kutuuka ku bantu abatalina busobozi kujjanjaba ndwadde zino zitasiigibwa ezikula ku misinde egyayiririri. Endwadde ezoogerwaako mwemuli kokoolo, omutima, sukaali…

Read More

Eddagala ffu

Ebikumi by’enkumi z’obukadde bw’ensimbi zeezononeddwa ku ddagala eritayalina njawulo na panadaol Eggwanga lya Bungereza lyokka lyakonoona obukadde bwa pawunda 473 ku ddagala erimanyiddwa nga Tamifulu nga lino lyakolebwa kuyamba ku senyiga. Eddagala lino nga ligulwa gavumenti ezitali zimu okutegekera abantu Ababadde banonyereza ku ddagala lino bakakasizza nti teritangira ssenyiga oba okuwonya abo abamulina. Wabula bbo abakola eddagala lino bagamba…

Read More

Engatto empanvu mbi ku b’olubuto

Abakyala abambala engatto empanvu nga bali lubuto bassa obulamu bwaabwe mu matigga Abasawo bagamba nti omuntu omuzito okwambala engatto empanvu kyangu okuyiguka ebinywa n’okulemesa omwana okutambula n’atuula wamu. Omusawo mu leeba e Mulago, Sarufiina Tunomuhangi agamba nti kino kikosa n’entambula y’omusaayi mu magulu Tunomuhangi agamba nti eno y’ensonga lwaki abakyala abamu bafuna ebizibu mu kuzaala abamu nebabulwa n’amaanyi…

Read More

Tetwagala USAFI- aba taxi

Aba taxi okugobwa mu paaka enkadde okudda mu ya Usafi tebanakikiriza nga kati basazeewo okwediima okusaabaza abantu abakwata ku luguudo lwe Entebbe. Taxi zonna ezikolera mu kibuga wakati zisimbiddwa okujjako ezikolera mu  paaka ye Nakawa ne Nateete. Ssentebe w’ekibiina ekigatta ba deereva neba kondakita , Mustafa Mayambala agamba kino kyakugenda maaso okutuusa nga aba KCCA babaako nekyebakola…

Read More

Ebola ayongedde okutabuka

Omuwendo gw’abantu abafa obulwadde bwa Ebola mu ggwanga lya Guinea guyise mu 100. Ab’ekibiina ky’ebyobulamu eky’ensi yonna bagamba nti obulwadde buno bwebumu ku buzibu bwebakasinga okukolako bukyanga babaawo. Ab’ekibiina kino bagamba nti kyakubatwaalira emyezi emirala ena okutangira obulwadde buno okwongera okubuna Obulwadde buno bwakatta abantu 101 mu Guinea ate nga mu Liberia kati bali 10. Obulwadde buno obutawona buva…

Read More

Abasoma obusawo bazze ku mirimu

Abayizi abasoma obusawo e Mulago bazzemu okukola oluvanyuma lw’ennaku ssatu nga beediimye lwa butasasulwa Gibadde giweze emyezi ebiri nga tebasasulw aoluvanyuma lw’emisaala gyaabwe okusindikibwa mu akawunta enfu Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago Enock Kusaasira agamba nti basobodde ensimbi zino okuzisindika ku akawunta entuufu era ng’abayizi bano kati basaasuddwa Abayizi bano baali bakoma okwekalakaasa omwaka ogwuedde ng’ebizibu biva ku mbeera…

Read More

Twetaaga kulondoola ddagala- minisitule

Minisitule ekola ku byobulamu ayagala nsimbi za kutondawo ekiwayi ekyetongodde okulondoola eddagala erisindikibwa mu malwaliro. Omuwandiisi mu minisitule eno, Dr Samuel Kyambadde agamba nti eky’okubeera n’ekiwayi ky’eddagala naye nga tekiriiko alondoola kuba kwoza n’oyanika mu ttaka Kyambadde abadde mu kakiiko ka palamenti akakola ku byamateea mu kusooka bamukunyizza ku bubbi bw’eddagala obweyongera buli lukya naddala mu malwaliro…

Read More