Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abawakanya etteeka ku bisiyaga bagenze mu kkooti

Olutalo ku tteeka ly’ebisiyaga lugenze mu kkooti Abaddukidde mu kooti bagaala okussa mu nkola etteeka lino kuyimirizibwe kubanga etteeka mu kusooka lyayisibwa ababaka ba lubatu. Bagala era etteeka lino lireme kussibwa mu lubu lw’amateeka agakola Abawaabyegavumenti kuliko Prof. Joe Oloka-Onyango, omubaka Fox Odoi, munnamawulire Andrew Mwenda, ne Prof. Morris Latigo. Bano begattiddwaako ebibiina ebirwanirira eddmebe ly’abantu okuli ekya Human…

Read More

Temwanika buziina

Kamalabyonna wa Buganda oweki Charles Peter Mayiga asabye abantu bonna balina enkayaana mu bika byaabwe okukoma okuyomba mu lujjudde Kiddiridde ab’ekika ky’empewo okwemulugunya ku mannya agatuumibwa nti gakozesebwa n’ebika ebirala Bino katikiro abyogedde akwata ettofaali okuva eri ababantu abatali bamu abaleese ensimbi eziwerera ddala obukadde 80 n’obusawo bwa ceminiti bitaano. Mayiga agambye nti ssabasajja Kabaka y'atondawo ebika era…

Read More

Omukazi asudde omwana mu mugga

  Poliisi e Mbarara ekutte omukyala asudde omwana we mu mugga Omwana gw’asudde wa wiiki emu. Akwatiddwa ategerekese nga Justice nalule omutuuze we Mbarara ng’omwana amusude mu mugga gwa Rwizi. Nalule agambye nti omwana w’amusuulidde nga yafudde dda kyokka nga waliwo abamulumiriza nti yabagamba nti abadde tamanyi taata wa mwana. Omwogezi wa poliisi e Mbarara Polly Namaye agambye nti bakyagenda…

Read More

She-cranes afunye obuwagizi

KKampun ya National Insurance coporation olunaku lwa leero ewadde Fufa ensimbi eziwerera ddala obukadde shs 660m nga zino zigenda eri abasambi ba team yegwanga eya Cranes wamu nabakungu baayo. Ssente zino zakuyambako omuzanyi oba omukungu wa Cranes singa afuna obuvune obutamusobozesa kuddamu kusamba mupiira obulamu bwe bwonna ,nga ono ajja kufuna obukadde shs20m,ate omuzanyi okufiira kukisaawe…

Read More

Eza Kakungulu ziddamu leero

Empaka za Uganda Cup ezayitibwanga Kakungulu ziddamu olunaku lwa leero ku lukontana olwo team 32. Waliwo ekyukakyuuka mu mipiira egimu olwebisaawe ebitamala wamu nenkyuuka kyuuka mu mipiira gya league ya Fufa. Egimu kugigenda okuzanyibwa kuliko Kcc fc ne Friends of Soccer e Lugogo kwosa nabalina ekikopo kino aba Victyoria University nga bagend kutunka ne Ndejje University e…

Read More

Kasibante talabiseeko mu kkooti- omusango gugenze mu maaso

Omubaka wa Rubaga ey’obukiika kkono , Moses Kasibante talabiseeko mu kooti ku musango ogumuvunanibwa ogw’okukuma omuliro mu bantu n’okwonona emmotoka ya poliisi. Wabula munamateekawe  Simon Ssebyuuma awaddeyo okwewozaako kw’omuntu we nasaba kooti emwejereze kubanga tayononangako mmotoka ya poliisi yonna nga bwekigambibwa. Ono era asambazze ebya Kasibante okukuba olukungaana olumenya amateeka wali e Nankulabye nagamba nti abantu bebagoberera…

Read More

Embaga eyekibwatuukira

Omukyala amaze emyezi mukaaga nga tali ne muganzi we olw’emirimu essanyu kata limutte wba’asanze nga bba ategekese embaga yaabwe ku lunaku olwo lwenyini lw’akomyeewo. Omuwala ono olutuuse ewaka asanzeewo jjaja we amuwadde ebbaluwa era naye kwekugisumulula. Okusomako nga muganzi we amutegeeza nga bw’alindiddwa ku mbaga era wano jjajja we egyeeyo ekiteteeyi kye n’amwambaza era wakati mu ssnayu…

Read More

Lukwago kyaddaaki ayogedde- Okulonda kukyaamu

Omuloodi wa Kampala Erias Lukwago kyadaaki avuddemu omwaasi ku kujuza ekifo kye eky’obwaloodi meeya mu kampala. Lukwago ategezezza nga bweyawandiikidde dda akakiiko k’ebyokuonda nga abalabula ku kabi akali mu kutegeka okulonda kuno era singa tebakuyimiriza wakugenda mu kooti. Mu bbaluwa gyawaddeko omuwandiisi wa Kooti ne  minister wa Kampala , Lukwago ategezezza nga okulonda kuno bwekuli wabweru w’amateeka…

Read More

Ab’obulwaliro bubakeredde

Ekitongole ky’ebyeddagala mu ggwanga kyakuvunaana abo bonna obulwaliro bwaabwe obwagalwa naye nga betumikirizza nebaddamu okubuggula. Kino kiddiridde ebigambibwa nti bananyini bulwaliro buno okwetolola eggwanga bagera ab’ekitongole kino bagenze nga baddamu okukola. Kati akulira ekitongole kino Gordon Ssematiko agamba banji baguddewo mu bubba nga tebanatukiriza mutindo gwetagisa okutunda eddagala lino n’okujanjaba abalwadde. Wabula agamba nti banji batukirizza omutindo ogwetagisa…

Read More