Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Poliisi etubidde n’emirambo

Poliisi mu kampala ekyatubidde n’emirambo gy’abantu ababiri abaafiridde mu kabenje abagudde e Kyambogo olunaku lwajjo. Ababiri bano baafiriddewo mbulaga mu kabenje akeetabiddwaamu mmotoka kika kya Toyota Nadia  ne baasi. Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Ibin Ssenkumbi agamba nti byebakafunawo biraga nti akabenje kano bavudde ku dereeva eyabadde atamidde nga waliwo n’amacupa g’omwenge agasangiddwa mu mmotoka Emirambo egitannafunako…

Read More

Lukwago ne Poliisi bawanyisiganyizza ebisongovu

Wabaddewo okusika omuguwa mu bitundu bye Lungujja, poliisi bw’esazeeko loodimeeya abadde yakafuluma ewuwe. Meeya ng’ali wamu n’ababaka ba palamenti okuva mu kampala n’emiriraani abadde agenda mengo kwetaba mu Lukiiko olutudde e Mengo ku ofiisi z’ekibiina kya Jeema. Kino kibaddewo nga Lukwago yakalangirira nga bw’asazizzaamu olukiiko lw’abadde ategekese ku atia Mulumba ku nsonga z’okumufumuula. Ono oluvanyuma…

Read More

Abawanguzi mu by’emizannyo

  Banamawulire abasaka ag’emizanyo olunaku lwa leero balonze banabyamizanyo abasinga okukola obulungi omwaka oguwedde. Mu muzanyo gw’omupiira,Dan Serunkuuma yalondedwa, mu kubaka Peace Proscovia Nasinga,mu bikonde Joseph Lubega yasinze, mu misinde Steven Kiprotich y’anywedde mu banne akendo ate nga Jas Mangat y’aleebezza abe motoka Moses Golola naye ayasinze mu muzanyo gw’ensamba ggere . Abazanyi basatu balondedwa okuvugunya ku ky’omuzanyi w’omwaka…

Read More

She- Cranes ewangudde nate

Tiimu y'abakyaala ey'omuzanyo gw'okubaka eya She Cranes erondedwa ku bw'omuzanyi w'omwezi oguwedde. Team eno okulondebwa kiddiridde okuwangula empaka z’amawanga omukaaga eza  6 Nations Cup ezibadde e Singapore omwezi oguwedde. Banamawulire abasaka agemizanyo aba USPA balonze team eno enkya ya leero mu lutuula olubadde e lugogo. She Cranes okuwangula bafunye obululu 495 nga basinze team y'omuzanyo gw'ensero oba Basketball…

Read More

Ebibala birungi ku balina Asthma

Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti okulya ennyo ebibala n’ebivaava kiyamba okukendeeza ku bulwadde bwa Asma. Okunonyereza kuno kusoose kukolebwa ku mmese nekulaga nge bino bwebizibukula amawuggwe omuntu n’asobola okussa obulungi. Mu ngeri yeemu era bino byongera abasirikale b’omuntu mu mubiri. Abanonyereza bano era bagamba nti abantu okuva ku mmere ya bulijjo nebadda ku nongoseemu, kyekimu ku biyinza okuba nga…

Read More

Eyafiirwaako omwana addukidde mu kooti

Omukyala eyafiirwa omwana we gweyali yakazaala addukidde mu kooti. Mastulah Nambooze y’awaabye eddwaliro lya Case medical clinic n’omusawo eyamuzaalisa Dr Haruna Mwanje. Omukyala ono agamba nti omusawo ono yamulagajjalira ekyavaako omwana we okufa ate naye y’akosebwa ku nabaana Ono agamba nti mu mwezi gw’omwenda mu mwaka 2012, yatandika kunywa eddagala mu ddwaliro lino okutuusa mu mwezi ogw’okusatu ogw’omwaka…

Read More

Atuuse ku ntikko n’alemerayo

Abazigera babiraba nti eby’embi bisekerwa Mu ggwanga lya America omukyala abadde ne muganzi we mu ssanyu kimuweddeko bw’alemedde mu mbeera y’okutuuka ku ntikko okumala essaawa ssatu. Ebitandise nga bya ssanyu gafuuse amaziga era muganzi we alabye biri bityo namuddusa mu ddwaliro. Omukyala ono ategerekese nga Liz ategezezza nti yasanyuse nyo nga atuuse ku ntikko wabula kimubuuseko okulaba nga…

Read More

Omuliro gusse basatu

Abantu  basatu bafiiridde mu muliro ogukutte enyumba mwebabadde  ku kyalo kikaawula mu lugazi town council. Ssentebe w’ekyalo kino Thomas Mugambe atubuulide nti omuliro guno gutandise ku ssaawa nga musanvu nga abantu bano beebase. Poliisi ekyagenda mu maaso n'okunonyereza ku kituufu ekivuddeko omuliro guno.

Read More

Ssejusa-Anamuddira mu bigere anaalondebwa

Amagye gatandise kawefube  w'okujjuza ekifo kya  Gen David Sejusa  mu palamenti. Ono yagobwaayo omwaka oguwedde oluvanyuma lw'okulemererwa okubaawo mu ntuula 15. Omwogezi w'amagye ga UPDF  Lt Col. Paddy Ankunda agamba amannya g'abagenda okuddira sejusa mu bigere gawereddwaayo dda eri aduumira amaggye yadde nga tayogedde mannya gaabwe Kko akakiiko k’ebyokulonda kategezezza nga okujjuza ekifo kino bwekugenda okubaawo ng'omwezi guno…

Read More

Lukwago ne poliisi bawera

Poliisi eweze okulinya eggere mu lukungaana  Loodi Meeya Erias Lukwago lw'ategese okukuba wali ku ekereziya ya St Matia Mulumba . Luno lugendereddwamu okusala amagezi ku butakkanya bw'alina n’oludda lw’ebyekikugu  mu KCCA saako n’enzirukanya y’ekibuga kyonna okutwaliza awamu. Lukwago agamba poliisi yamukkirizza okukuba olukungana luno nga era wano wenyini webagenda okufulumya olunaku lwanadda mu ofiisi oluvanyuma lwa kkooti…

Read More