Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abasomesa e Makerere ssibakusomesa

Abasomesa mu ttendekero ekkulu e Makerere bakkiriziganyizza okussa wansi ebikola Kino kiddiridde olukiiko lwebatuddemu bonna nebassa kimu nga nkuyege nti teri kusomesa. Bano kyebagaala kwekwongezebwa omusaala ebitundu 100 ku 100 eby’omusaala. Omwogezi waabwe Lius Kakinda agamba nti bakooye ebisuubizo nga bagaala bikolwa Kino kigenze okubaawo ng’abayizi bateekateeka okuddamu okusoma ssabiiti ejja

Read More

Baasi endala zizze

Baasi z’awakula ennume zitandika okukola olunaku lw’enkya Baasi zino zigenda kutandikira ku luguudo lwe Gayaza KCCA yawadde aba kkampuni eno kutandika emilimu olunaku lwajjo Omwogezi wa kkampuni eno, Charles ssentongo agamba nti bagenda kutandika ne baasi 25 nga abazagaala bakusasulanga shs 1000 okuva e gayaza okutuuka e Kampala ate abakoma ku kalerwe bakusasula shs 500 Ono agamba nti bakugena…

Read More

Bano babbira ne mu Kabuyonjo

Nga techonologiya ajja akula, n’abagezi beyongera. Mu ggwanga lya America, abantu abagezigezi bayize engeri y’okunyagululamu abali mu kabuyonjo. Kino kiddiridde abazigu bano okuzuula nti buli Muntu lw’abeera mu kabuyonjo ebirowoozo bitambula nnyo neyerabira n’ebyamututteyo. Kati nno abazigu bano bayiiyizza kabuyonjo ezituulibwaako naye ng’omuntu olugibeerako, wabaawo abamulaba buli kimu ky’akola. Abakungu mu by’empuliziganya batandise okunonyereza okuzuula engeri bino gyebyakoleddwa okumanya…

Read More

Entulege esibidde ku bipaapi webasalira

Entulege ebuze okuva mu kuumiro esezza bangi bw’efunye weyewogoma Eno nno esoose kwezooba na poliisi obwedda egigoba kyokka nga bw’etuuse awali enkoloboze awasalira abantu n’esiba. Poliisi oluvanyuma lw’okusagggula ensiko ebivuddeko n’edda ku kkubo ng’asaze entulege enpo eyimiridde era tezzeemu kudduka Ababimanyi bagamba nti ebipaapi ebigifanaana oba olyaawo bigirowoozesezza nti entuuse mu zinaazo.

Read More

Abakyala abajagujagu tebayonsa

Kizuuliddwa nti abakyala abakyala naye nga ssi bajagujagu bayonsa nnyo abaana okusinga bannaabwe abajagujagu Bino bifulumidde mu kitabo kya banansi ekifulumiramu ebivudde mu kunonyereza. Abasawo bazudde nti ba maama naddala ab’oluzaalo olumu beetaga buli kaseera okujjukizibwa ku kuyonsa basobola okunyumirwa okuyonsa abaana baabwe. Okunonyereza kuno kukoleddwa ku ba maama 602 abalina abaana abali wakati w’emyaka 6 n’emyezi 12  

Read More

Abali embuto mwewale ebisava

Abakyala abalya ennyo ebisava n’ebiwoomerera nga bali embuto bali mu bulabe bw’okuzaala abaana abanywa omwenge n’ebiragalaragala nga bakuze. Bino bizuuliddwa Dr Nicole Avena aludde ng’akola okunonyereza Okunonyereza okwavuddemu bino yakukoze ku mmese nnya okumala emyezi 3. Kyazuuliddwa nti mu bbanga eryo emmese ezaalidde ebisaba n’ebiwoomerera zaazadde obwana obwakuze nebutandikirawo okuwuuta omwenge. ZZo ezalya ebiwomerera zabadde zayoya n’enjaga.

Read More

Bakwekalakaasa lwa ddwaliro

Abatuuze mu gombolola ye Kyondo mu district ye Kasese bateekateeka kwekalakaasa nga bawakanya eky’okukoma okugaba ebitanda mu ddwaliro lye Kyondo. Ssabiiti ewedde, akulira ebyobulamu mu district eno Dr Peter Mukobi okukoma okugaba ebitanda Bano baali abakulu babajjako emitwaalo 2 ate abato mutwaalo ate ng’abakyala abazaala bagyibwaako emitwalo ebiri n’ekitundu. SSentebe w’akakiiko akakulira eddwaliro, Wilson Babulya agamba nti ensimbi…

Read More

Abasawo bakyadduka ensasula embi.

Omuwendo gw’abasawo abadduka mu ggwanga buli lukya gwandikosa ebyobulamu mu ggwanga Abasawo abali mu 2000 beebagambibwa okuba nga bakadduka mu ggwnaga mu myaka 10 emabega ng’abasinga nsasula n’embeera mwebakolera y’ebatawanya. Minister akola ku byobulamu, Dr Ruhakana Rugunda akkirizza nti ddala bakyalina obuzibu mu kusasula abasawo ekikosezza empeereza y’emilimu. Dr Rugunda abadde ayogerera mu Lukiiko olugendereddwaamu okusala aamagezi okunogera…

Read More

Akakiiko akalondesa katandise

Akakiiko akalondesa katandise okwetegekera omwaka 2016 Akakiiko kano kakutandika okutereeza ebikwatagana ku bifo ebirondebwaamu  nga kino kyakutandika nga 19 omwezi guno kuggwe nga 26 omwezi gwegumu. Ng'ayogerako eru bannamawulire enkya ya leero, akulira akakiiko akalondesa, Eng Badru Kiggundu agambye nti bagaala kumanya ebifo bimeka ebigenda okulondebwaamu mu bitundu ebitali bimu. Ono agamba nti mu kino abalonzi abamu bakukyuusa…

Read More

Emirimu ngikoze kinnawadda

Loodi Meeya erias Lukwago agamba nti mukakafu nti emirimu gye agikoze kinnawadda. Ng'alabiseeko mu kakiiko akanonyereza kya ba councillor abagaala agyibweemu obwesige, Lukwago agambye nti KCCA ebadde yeyubula ng'ebifo ebisinga bikalu Ono asonze ku bakulira ebiwayi bya KCCA ebitali bimu abakalondebwa, abakulira abakozi ku magombolola kko ne ba meeya ba division abatalina mbalirira za kussa mu nkola Ono…

Read More