Ebyavudde mu bigezo bya P7 eby’omwaka guno bifulumye nga era abalenzi bakoze bulungi okusinga okusinga ku bawala nga bwegwali mu mwaka gwa 2014.
Abayizi 517, 895 bebayise ebigezo by’omwakla guno okusinga ku 516,860 abayita mu 2014.
Bw’abadde afulumya ebigezo bino, ssabwandiisi w’ekitongole ky’ebyebigezo ekya UNEB Mathew Bukenya ategezezza nga okukopa bwekukendedde nga era bakutte ebigezo by’abayizi 909…
File Photo :Omusawo nga janjaba omu lwadde
Akulira abakozi mu disitulikiti ye Lengo Godffrey Kuruhira ayimirizza abantu 4 lwabyekuusa ku bubbi bw’eddagala.
Kuruhira ategezezza nga bwekuliko n’akulira aby’obulamu mu disitulikiti eno Dr Fred Kaye , omubazi w’ebitabo , Dr Alex Wandera, omusawo we Kyetume Sarah Kabejja, ne Cissy Nabayinga akuuma sitoowa y’eddagala ku ddwaliro lya Kiwangala Health…
File Photo: Police nga eteeka omuntu kukabangaali
Entiisa ebutikidde abatuuze be Bugenge mu gombolola ye Mateete e Sembabule oluvanyuma lwa munaabwe okutondoka n’afa nga asotta akagaali kamanyi ga kifuba.
Omugenzi ategerekese nga Kulabirawo 55 nga era ku ggaali abadde aweeseko enkota z’amatooke 2 z’abadde atwala mu katale okuzitunda.
Bbo abatuuze bagamba nti ono ttamiiro lyelimuwanudde ku kagaali.
Omwogezi wa…
File Photo: Nambooze ngali ne Besigye
Omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooze anokoddwayo nga akulembedde mu besimbyewo okumenya amateeka g’ebyokulonda.
Nambooze bamulumiriza okukuba enkungaana ezimenya amateeka n’aggala enguudo, okusussa mu budde obwgerekebwa, okukozesa olulimi oluvuma n’ebirala.
Nambooze bamulumirizza mu lukiiko lwa poliisi n’omuntu wabulijjo olukubiriziddwa akulira eby’okulonda e Mukono.
Kati mukyala Sarah Namugambe agamba bakuyita Nambooze bamutegeeza ku…
File Photo: Mayiga nga bamulambuza
Omulimu gw’okusonda ettofaali mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo gwakuddamu nga okulonda kuwedde.
Kino katikkiro akitadde ku bannabyabufuzi abaali basazeewo okukozesa omukisa guno okwefunira ebyabwe.
Katikiro wa Buganda Charles Peter ng’alambuza obuganda omulimu gw’okudabirizza enyanja ya Kabaka wegutuuse ategeezezza nga bwebagenda okuddamu mu mwezi ogw’okusatu nga bakutandikira Nabweru.
Mu ngeri yemu Katikiiro Mayiga asambazze ebyogerwa nti…
File Photo: Museveni ,Mbabazi ne Besigye
Ab’ekibiina kya NRM bazzeemu okukinogaanya nti omuntu waabwe ssiwakuyimiriza nteekateeka ze ez’okuwenja kalulu mbu yetaba mu kukubaganya birowoozo okutegekeddwa eri abo abagaala okukulembera eggwanga lyattu.
Omwogezi w’ekibinja ekinoonyeza pulezidenti Museveni akalulu Mike Sebalu agamba nti akakodyo kaabwe mu kuwenja akalulu kutuukirira bantu era nga kino kyebajja okusigalako
Sebalu agamba nti ku lw’okutaano…
File Photo: Mayiga nga bamulambuza
Omulimu gw’okusonda ettofaali mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo gwakuddamu nga okulonda kuwedde.
Kino katikkiro akitadde ku bannabyabufuzi abaali basazeewo okukozesa omukisa guno okwefunira ebyabwe.
Katikiro wa Buganda Charles Peter ng’alambuza obuganda omulimu gw’okudabirizza enyanja ya Kabaka wegutuuse ategeezezza nga bwebagenda okuddamu mu mwezi ogw’okusatu nga bakutandikira Nabweru.
Mu ngeri yemu Katikiiro Mayiga asambazze ebyogerwa nti…
File Photo: Police nga ekwata omukumi wa mbabazi
Ebibiina byobwanakyewa bisabye bannayuganda okwongera okuvumirira n’okwesamba obuvuyo obugenda mu maaso mu kulonda kuno okubindabinda.
Nga ayogerako nebannamawulire akulira omukago ogugatta ebibiina by’obwanakyewa Richard Ssewakiryanga ategezezza nga bwebuli obuvunanayizibwa bwabuli munnayuganda okuvumirira ebikolwa bino.
Agamba okulonda okwamazima kuyinza obutasoboka nga obubinja bw’abakubi b’emiggo bwongera okutendekebwa sso nga n’omugaso gw’abaziyiza emisango…
File Photo:Police nga egooba Munamawulire
Alipoota empya okuva mu kibiina ekirwanirira eddembe ly’obuntu ekya Human Rights Watch eraze nga gavumenti n’ekibiina ekiri mu buyinza bwebatiisatiisa bannamawulire n’abalwanirira eddembe ly’obuntu okukendeeza ku babakolokota.
Alipoota eno ey’empapula 48 eraze nga bannayuganda bangi bwebatamanyi nyo bikwata ku byakulonda nga era bannamawulire bakkirizibwa kukwatako bitono ebigenda mu maaso mu by’okulonda sso…
File Photo: Abavubuuka nga bogeerako eri banamawulire
Waliwo ebibinja by’abavubuka 3 ebitiisiza okukolawo akatiisa singa poliisi teleeta mangu akulira eby’okwerinda by’eyesimbyewo ku bwa pulezidenti Amama Mbabazi.
Nga boogerako nebamamawulire amakye galeero , ebibinja bino okuli ekya Jobless brotherhood, Sauti ya Vijana, n’aba Uganda poor Youth movement bategezezza nga bwebagenda okukunganya emikono gy’abavubuka banaabwe akakadde kalamba bagikwange palamenti…