Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Asobezza ku muwala we

File Photo: Police nga ekola ogwayo Poliisi ye Buwama eriko omusajja ow’emyaka 30 gw'ekutte lwakusobya ku muwala we ow’emyaka 8. Vincent Ssentongo nga mutuuze ku kyalo  Bugoma mu bizinga bye Bunjakko yakwatiddwa mu disitulikiti ye Mpigi. Akola ku kunonyereza ku buzzi bw’emisango ku poliisi ye Buwama Harriet Nakyambadde agamba ono wakuggulwako gwa buliisa maanyi singa banakizuula ndi ddala…

Read More

Bannamawulire batabuse

File Photo:Police nga egooba Munamawulire Ebibiina ebirwanirira eddembe lyabannamawulire bitiisizza okukuba poliisi mu mbuga z’amateeka lwakwongera kutulugunya bannamawulire nga bakola egyabwe. Olunaku olw’eggulo poliisi ye Moroto y’alumbye bannamawulire nga bakulembeddwamu abatwala George Obio nebonoona ne kamera z’abamu nga owa NTV. Kati omukwanaganya w’ekibiina kya  Human rights Network for journalists Robert Ssempala agamba tebasobola kutuula butuuzi ng abantu bebalwaniriora…

Read More

Enjovu zisengudde abantu

File Photo: Enjovu nga etambuula mu Paaka Eggana ly'enjovu amakumi 30 okuva ku mulirwano mu Democratic ya Congo liwalirizza abantu bikumi na bikumi mu okuva mu maka gaabwe mu ggombolola ye  Kihiihi mu distikuliti ye Kanungu . Ssentebbe we ggombolola ye Kihiihi Nelson Natukunda atugambye nti enjovu zibatisizza nga zatandise okwesogga Uganda okuva ku lw’okusatu nga ziri…

Read More

Taata yesse lwa muwala we

File Photo: Police nga ekola ogwayo Entiisa ebuutikidde abatuuze mu ggombolola ye Lugusulu mu disitulikiti ye Sembabule oluvanyuma lw’okugwa ku mulambo gwa mutuuze munaabwe nga gulengejjera ku muti. Omugenzi ategerekese nga Nathan Mugisha myaka 67 omutuuze ku kyalo Kasuula. Kigambibwa nti  ebizibu bya Mugisha byavudde ku muwala we kugaana kufumbirwa musajja gweyabadde amufunidde. Okusinziira ku ssentebbe we kyalo Ibrahim…

Read More

Poliisi etabuse ku Aine, Rwomushana akwatiddwa

File photo|:Kaihura nga kutte ekipande ekiriko Aine Poliisi etegeezezza nga bweyakutte Charles Rowmushana ng’ono y’agambibwa okusooka okufulumya ebigambibwa by’omulambo ogugambibwa okubeera ogwa Aine. Omwogezi wa poliisi Fred Enanga agamba nti ono bagaala ababuulire gyeyajje omulammbo gweyakubye ebifananyi byeyafulumizza Enanga alumiriza nti Aine gy’ali mulamu era nga yekwese yadde poliisi ebuuziddwa ku mulambo ogwafulumiziddwa nga gufanaana eyabuuzibwaawo Aine. Enanga asabye…

Read More

Museveni yanukudde ku bya Aine

File Photo: Omukuumi wa Mbabazi Ainne Pulezidenti Museveni kyaddaaki avuddemu omwasi ku nsonga z’omukuumi wa Amama Mbabazi eyabuzibwaawo. Pulezidenti ng’ayogerako eri bannamawulire agambye nti balina amawulire agesigika nti Aine yekukumye era nga mukama we Mbabazi amanyi gy’ali Pulezidenti awakanyizza ebigambibwa nti Aine ono yafiira mu mikono gya poliisi nga bwebibadde bitandise okuyitingana. Amusabye okuvaayo gyeyekukumye kubanga famire ye naddala…

Read More

Akabenje katuze mukaaga

Abantu mukaaga beebafiiridde mu kabenje ka baasi akagudde mu kibuga kye Rwahi ku luguudo oluva e Kabale okudda e Mbarara. Baasi namba UAM 804V eremereddwa okusiba  n’eyingirira ki tuleera Atwala poliisi ye Rwizi Patrick Mungasa agambye nti abalumiziddwa batwaliddwa ku ddwaliro lye Kabale kyokka ng’abafudde bonna ebibakwatako tebinnaba kutegerekeka. Akabenje kano akatadde ku kuvugisa ekimama. Akulira eddwaliro lye Kabale…

Read More

Omuliro gusse abaana 3

Entiisa ebutikidde abatuuze be Mateete mu disitulikiti ye Sembabule oluvanyuma lw’abaana 3 okujiira mu nyumba nomulala nebamugyamu nga ayidde ebitagambika. Abaana bano babadde ba Joseph Ssenyondo nga bategerekese nga Wycliffe Kizza myaka 10, Batesta Ssenyondo 5, ne Betty Nandawula owemyaka 8, sso nga apooceza mu ddwaliro ye Wilfred Ssenyondo owemyaka 8. Kigambiba omuliro guno guvudde ku kasubbawa…

Read More

Enteseganya ze Burundi zetaagisa

Waliwo obwetaavu okwengera okwebuuza ku nsonga zenteseganya wakati wa gavumenti ya Burundi saako nabajivuganya. Kino kidiridde okulemererwa okutuuka ku kukaanya ku nteseganya ezabadde zirina okuddamu okuttojjera ku ntandikwa ya wiiki eno mu Arusha ekya Tanzania. Kati bwabadde ayogera ne banamawulire wano mu Kampala minister webyokwerinda Dr. Cryspus Kiyonga agamby balina okutya olwokulwanaganya okugaanye okukya waddenga bagezaako okutabaganya…

Read More

Mbabazi alimba- Poliisi

Poliisi evuddeyo nesambajja ebyayogeddwa omu ku besimbyewo kubwa pulezidenti Amama Mbabazi  nti abaserikale batuntuza abamunonyeza akalulu. Mbabazi y’ategezezza nga abawagizi be enfunda eziwera bwebagaliddwa awatali musango nga n’abamu batiddwa. Kati omwogezi wa poliisi mu ggwanga  Fred Enanga agamba Mbabazi by’ayogerako naddala akavuyo akaali e Ntungamo katandikibwa bawagizi be. Agamba abakubi b’emiggo abakwatibwa bawerebwa akakiiko k’ebyokulonda kale nga poliisi…

Read More