Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Abaserikale ababade mu somali baakudda kubutaka.

Bya samuel ssebuliba. Mu Somalia waliwo abaserikale ba police 160 abakolera wansi wa African Union abagenda okunyuka egwanga lino  oluvanyuma lw'okumala omwaka mulamba nga bali mu gwanga lino. Bano beebamu ku baserikale abali mu gwanga lino nga batendeka banansi ba Somalia kungeri ey'okukuumamu emirembe . Bwabadde ayogerera ku mukolo ogw'okusiibula bano, Simon Mulongo,nga ono y'amyuka omubaka w’omukago…

Read More

Gavumenti y’eleese ebeeyi y’emere okuggwa.

Bya Samuel Ssebuliba. Government etereddwa kuninga olw'okulemwa okukuuma ebeeyi y'emere, okukakana nga emere ey'empeka kaakano egwiridde dala ebeeyi. Mukaseera kano kilo ya kasooli mu bitundu ebimu etambulira wakati wa Shs100-200 ekiviirideko abalimi okulaajana. Kati twogedeko n'akulira ekibiina ekya Food Rights Alliance Agnes Kirabo  naagamba nti mu mwaka 2017 Uganda  yalumbwa ebbula ly'emere netutuuka n'okugula omuceere e china ,…

Read More

Banamajje abawumudde basabiddwa okukuuma obutebenkevu.

Bya Ben Jumbe. Omuduumizi w'amajje ge gwanga Gen David Muhoozi akalaatidde  banamajje abaawumudde nti bagwana babeere basaale mu kwongera okukuuma obutebenkevu bw'eggwanga. Gen David Muhoozi okwogera bino abadde wano Bombo nga ayogerera kumukolo ogw’okuwumuzza banamajje 460. Obubaka bwa  Gen Muhoozi bwasomeddwa akulira amajje g'okuta Gen Peter Elwelu , nga ono agambye nti bano abawumula bagwana bongere okubeera amaaso…

Read More

Omutanda ayagala abuganda butandike okulima emwanyi.

Bya samuel ssebuliba. Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi akalaatidde abavubuka mu Buganda okujumbira okulima emwanyi, kino kibayambe okwejja mu bwavu nakaakano obukyabayimbya endubaale. Buno bwebumu kubwabadde obubaka bwa Ssabasajja eri obuganda  olunaku olw’eggulo nga Obuganda bujaguza nga bwegiweze emyaka 25 nga ssabasajja ali ku Namulondo. Omutanda yagambye nti abaganda bagwana batandike okulima emwanyi mubungi bagateko nokuzikolamu…

Read More

Ababaka batandise okwekennenya ebbago ku musolo

Bya Moses Kyeyune Abamu ku babaka ba palamenti ku kakiiko kebyensimbi, balaze obweralikirivu ku tteeka alyomusolo gavumenti lyeyagala okukolamu ennongosereza, mweyagalira  omusolo gwe 0.5% gujibwe ku nsimbi ezisindikibwa aku mobile money. Ababaka okubadde owe Katerera Hatwib Katoto, Mariam Naigaga owe Namutumba ne Elias Asiku owe Koboko bategezezza ssentebbe wakaiiko omubaka Henry Musasizi nti omusolo guno mugugu gwenyini…

Read More

Palamenti eremererddwa okuyimiriza gavumenti ku airtime

Bya Moses Kyeyune Palament akawungeezi ka leero eremereddwa okuyimiriza ekiragiro kya gavumenti nebitongole byempiliziganya, okujjawo mu air time caad obwokutakula. Akakiiko kebyempuliziganya mu gwanga aka Uganda Communications Commission kalangirirwa ssalessale owmwezi gwomusanvu, okuba nga bajjeewo mu caada buno. Akakwungeezi ka leero minister webyempilizganya nebyuma bi kalimagezi Frank Tumwebaze, asitaanye nababaka ababadde basaba nti ekiragiro kino kijira kiyimirira. Wabula minister…

Read More

Kabaka we Ashante ajjukizza abaddugavu ku nonno

Bya Sam Ssebuliba Amawanga ga Africa gasabiddwa, okudda ku nonno nebyobuwangwa byabwe bwebanaaba bakukula nokugenda mu maaso. Buno bwebubadde obubaka bwa Kabaka we Ashanti King Asantehene Osei Tutu II. Asinsidde ku mattikira ga Ssabasajja gano, nagamba nti bangi basuddewo ennono nebyobuwangwa bwabwe, songa omwo mwemuli emirandra. Anokoddeyo amawanga nga China ne Japan gagamba nti gasajjkudde mu byenfuna olwe nono zaabwe…

Read More

Kabaka agamba nti omululu gwegulemesezza enkulakulana

Bya Shamim Nateebwa ne Sam Ssebuliba Empologoma ya Buganda Ssabasajja Kabaka agugumbudde, abali benguzi, ngagambye nti yensibuko yobwavu nenkulakulana netatukikako mu nsi. Omutanda okuvumirira enguzi kyekibutikidde obubaka bwe ku mattikira ge aga 25th, wali mu Lubiri. Omutanda era ajjukizza abazadde nabakulu mu gavumenti nti buvunnyizibwa bwabwe okulwanayisa ebkolwa ngebyo. Wabula era mwenyamivu olwe bbula lyemirimu mu bavubuka, songa abagga…

Read More

Katonda yakyawaniridde obwakabaka

Bya Shamim Nateebwa ne Ivan Ssenabulya Mukama Katonga yakyawaniridde obwakabaka era, bwakuberawo okutuusa nga Katonda akyaliwo. Omulabirizi Samule Kajoba akulira ensikiziriza ya Seventh Day Adventist Church mu Uganda, yagumizza Obuganda bwati bwabadde akulembeddemu okusaba ku mattikira ga Ssabasajja agemyaka 25, agabumbujjira mu Lubiri e Mengo. Ategezezza nti Katonda nobwakabaka kizibu okubyawula. Obubaka abujje mu Zabbuli 126. Omusumba Kajoba era yebazizza…

Read More

Abantu 6 bafiridde mu kabenje e Kampiringisa

Bya Sadat Mbogo Okutandikirako mu mawulire age nnaku, abantu 6 bafiridde kabenje agagudde e Kampiringisa ku luguudo lw'e Masaka mu district y'e Mpigi. Taxi UAE462/Z ebadda edda e Kampala eyambalaganye ne Toyota Wish namba UBB573/M ebadde edda e Masaka. Omwogezi wa police mu bitundu bya Katonga Joseph Musana agambye akabenje kavudde bagoba b'ebidduka byombi kuvugisa ekimama. Emirambo gy'abagenzi gitwalibwa…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play