Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Male Mabiriizi ajulidde ku musango gwe Mbale.

Bya Ruth Anderah.     Oluvanyuma lwa kooti okusala omusango gwe Mbale nesigazaawo eky'okujja ekoomo ku myaka gy'omukulembeze we gwanga, ye omu kubawaaba omusango guno Hassan Male Mabirizi  aliko ensonga 80  kweyesigamye okutwala okujulira mu kooti ku nsonga eno. Ono yasinzidde mu kooti e Mbale nagamba nti tamatidde na nsala ya musango guno,kale leero akedde kuwandiika mpaaba mpya n'agenda…

Read More

Poliisi egamba nti okulonda kwe Bugiri kutambula bulungi

Bya Abubaker Kirunda ne Ivan Ssenabulya Okulonda kwomuabaka wa palamenti owe Bugiri kugenda mu maaso wakati mu bbugumu erayamawnyi. Eno awamau kwatandise emu budde ate abamu batandise ekirezi olwebikozesebwa ebibadde bitanatuuka amu biffo ebyo. Munna NRM Francis Okwcho gyebuvuddeko agambye nti alina essuubi, nti obuwanaguzi bumui mu ttaano. Ono ayogeddeko nebanamwulire, nga yakalonda ku ssomero lya Bugiri parents’ nagamba…

Read More

Omwana bamutasizza okusadaakibwa

Bya Gertrude Mutyaba Abatuuze ku kyalo Ssenyange B mu gombolola ya Nyendo-Ssenyange mu Municipaali ye Masaka bataasizza omwana ow’emyaka 3 abadde alindiriddwa okusadaakibwa mu nnyumba y’omugagga ekyazimbibwa. Kigambibwa nti omwana ono tanamanyibwa wa gyeyagiddwa wabulanga abatuuze bakoze ky’amaanyi okumutaasa oluvannyuma lw’okuwulira enduulu. Aduumira poliisi mu district ye Masaka Henry Kintu agamba nti baayitiddwa abatuuze, poliisi era nekozesa obwangu…

Read More

Taata Sam poliisi emugalidde

Bya Barbra Nalweyiso Police ekutte era negalira omuzanyirizi wakatemba Robert Sande amanyidwa nga Taata Samu ne promoter Joseph Jemba lwabubbi n'okwonoona ebintu. Kigambibwa nti Joseph Jemba yategese ekivulu e Gambwa mu gombolola y'eNalutuntu mu district y'e Kassanda nga munakatemba ono alina okubeerako, nga bategeragana ne Taata Samu nakiriza wabula teyasobode kulinya ku stage. Jemba agamba nti Taata samu…

Read More

Kabaka agenda kukwasibwa ekirabo ky’amattikira

Bya Shamim Nateebwa Olwaleero Ssabasajja Kabaka asiimye okulabikako eri obuganda ku mukolo ngakwasibwa ekizimbe   ‘Kabaka Mulondo’ ngekirabo kyamatikiira  ge agemyaka 25 . Dr. Twaha Kaawaase omyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda  nga mukiseera kyekimu ye Ssentebe w’olukiiko oluteekateeka amatikkira ga Kabaka ag’omulundi  guno  atukakassizza ku ntekateeka zo'lwaleero. olwaleero erawagenda kubaawo okusabira Kabaka n’obuganda okuva mu mizikiti gyonna mu…

Read More

Okulonda kwa munsipaali empya kwa’leero

Bya Benjamin Jumbe Abalonzi mu munispaali empya 7 bagende kulonda olwaleero abakulembeze baabwe okuli, ababaka ba palamenti neba mayor. Okulonda kugenda akubeera e Sheema, Ibanda, Bugiri, Nebbi, Kotido, Apac nemu munispaali ye Njeru. Wabula okulonda kwe Bugiri muliro gwe nnyini nga wabaddewo nokulwanagna amu campaign. Omwogezi wakakiiko kebyokulonda Jotham Taremwa asabye abesimbyewo nabalonzi okuteeka ekitiibwa amu mateeka gebyokulonda.

Read More

Uganda terina bakugu abeekebejja ensigo.

Bya Damali Mukhaye.             kizuuse nga uganda bwerina abakugu abatono abalondoola omutindo gw'ensigo bwogerageranya n'amawanga ga Africa amalala. Okunonyereza okwakolebwa aba African Seed Access Index wakati wa 2016 -2018, uganda yalina abakugu bano musanvu boka. Twogedeko n'omukwanaganya w'ekibiiina ekya TASAI, nga ono ye Mainza Mugoya, n'agamba nti kino kivudde ku nsimbi entono ezitekebwa mu by'obulimi. Ono agambye nti kino kivirideko…

Read More

Amalwaliro ga kookolo amalala geetagisa.

Bya Ndaye Moses.             Ebibiina by’obwanakyeewa bisabye government okwanguwa okuzimba ebyuma ebirara ebijanjaba kookolo okusobola okukendeeza ku kirwadde kya kokolo ekimazeewo bannayuganda. Ebiwandiiko ebiva e Mulago biraga nga abantu abasoba mu 5000  bwebalwala kokolo , wabula nga 400 kubano baana. Twogedeko n'akulira ekibiina ekya cancer charity Foundation Albert Tusiime nagamba nti edwaliro lino elya Mulago teriyinza kusobola kukola ku…

Read More

Enguudo ze mityana zaakutekebwako ebitaala.

Bya Babra Nalweyiso. Mityana: ekizikiza ku nguudo z’eMityana kyolekedde okufumwa ,oluvanyuma lwa municipality okuvaayo n’entekateka ey’okusimba ebitaala ku nguudo. Esther Ndyanabo nga ono ye Mayor owa municipaali y’eMityana ategezeza nti batandise okuteeka ebitaala ku ngundo nga bagenda kusooka n’oluguudo olumanyiddwa nga station road nga kuno kwekusinga okubeerako abasubuzi abangi. Ono agambye nti n’oluguudo luno olwa station road lwa…

Read More

Okumeruka kw’ebibuga ebitali bitekateeka kukanze gavumenti.

Bya ssebuliba samuel       Government eraze obw'enyamivu olw’ebibuga ebimeruka  mu buli kasonda, kyoka nga tebiri ku ntekateeka ntuufu Mukaseera kano ebibuga nga bino bikulira ku misinde gya 5%, era nga bannayuganda  ebitundu  20% basula mu bibuga bino . Bwabadde alanga omwoleso gw'ebibuga ogwa Uganda Urban Expo ogw'okubaawo nga 5th -9th August wano e   Jinja,  minister omubeezi akola ku…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play