Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Mukono yesinga okubeera nabantu abalamu

Bya Ndaye Moses Ebibuga Kampala ne Gulu binokoddwayo ngebisingamu abantu abangi, abali mu kabi okukwatibwa endwadde ezekuusa ku mutima. Okusinziira ku alipoota efulumye efulumiziddwa aba prudential insurance company, Mukono kyekibuga ekisngamu obulamu ngabantu ssi kyangu okumala gakwatibwa ndwadde negobererwa Entebbe. Alipoota era eraga nti omuntu 1 ku bantu 4 mu Uganda mulwadde wa muima, nga 24.3% mu Uganda…

Read More

Asantehene bamusibudde

Bya Shamim Nateebwa Empologoma ya Buganda, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11, olwaleero asiibudde omugenyi we Kabaka we Asante, Asantehene Otumfuo Osei Tutu II, eyajja kuno ngomugenyi omukulu ku mukolo ogwokukuza amattikira ga Beene aga 25 bukyanga ssabasajja kabaka atuuzibwa ku Namulondo. Omukolo ogwokusibula gubedde Bulange Mengo, nga gwetabidwako maama Nabagereka, omumbejja Nasoolo, Katikkiro wa Buganda nabakungu…

Read More

Ababaka tebanakiriza by’akugula kasooli.

Bya samuel ssebuliba. Ministry ekola ku by'obulimi yakasuubiza nga bwegenda okutandika okugula kasooli ku balimi ku nusu 500 buli kilo, abamu kubabaka ba parliament bagamba nti kuno kulimba , government eky'amukiriza. Sabiiti eno ministry yagambye kituufu ebeeyi ya kasooli eri wansi, wabula nga kyebagenda okukola kw'ekutandika okugula kasooli ono abalimi baleme okufiirwa. Kati twogedeko n'omubaka we Kapelebyong Julius…

Read More

NSSF ekyakalambidde egamba etaka lye Temangalo lyayo.

Bya Ruth Anderah Ekitongole ekikola ogw'okutereka ensimbi z'abakozi eya NSSF , kigumizza abatereke ensimbi mu kitavvu kino nga bwebatagwana kutya, kubanga etaka lyebaagula e Temangalo teririiko nkayana. Bino byogedde akulira ekitongole kino Richard Byarugaba bwabadde alabiseeko eri akakiiko akakola ku by'etaka okw’enyonyolako kubigambibwa nti etaka lyebaaguka lyali ly'abayindi, era nga bano kakano baagala taka lyabawe. Bino okuvaayo kidiridde…

Read More

Aba MTN bagala gavumenti omusolo ku mobile money egujjewo

Bya Kyeyune Moses Abomukuttu gwa MTN basabye akakaiiko ka palamenti akebyensimbi, okusuula ebbago lye nnongosereza ku musolo gwa mobile money. Okusaba kuno kukoleddwa ssenkulu wa MTN Uganda, Wim Vanhelleputte bwabadde alabiseeko mu kakakiiko olwaleero. Agambye nti ekisaawe kyokusindika ensimbi mu nkola eyokumasimu egenda ekulabukuzi mu Uganda ngomusolo nga guno, gwandikosa nokusanyalaza emirimu. Agamba nti basolozebwa emirundi mingi okuili VAT owe…

Read More

Omuvubuka abadde y’akakyusa ediini yeetuze.

Opio sam Kaleb. E Buyende :abatuuze bakeeerede mu kyobeera nga kino kidiriidde okusanga omu kubatuuze nga yetugidde ku muyembe. Bino bibadde ku kyalo Kagulu , omuvubuka Richard Salim Mbira  ow'emyaka 23 bwakedde okwetuga, era abaana ababde baggenda ku someroo bebamulabye nebalaya enduulu. Ssentebe w’ekitundu kino  David Muwanika agambye nti omuvubuuka ono abadde yakakyuka okuva mu diiniye okudda mu…

Read More

Ente eziteberezebwa okubeera ne Kalusu zikwatiddwa.

Bya Magembe sabiiti. Police e Mubende eriko fuso y'eNte gyekute nga eyolekera Kampala ekitakirizibwa  oluvanyuma lw'okubalukawo kwekirwadde kya kalusu mu district okuli Mubende ,Kakumiro ne Ssembabule. Atwala ebisolo mu district ye Mubende Dr Ssematimba Jammes agamba nti government yawa ekiragiro ekiyimiriza okutambuza ebisolo, amata ne nyama olwe kirwadde kya kalusu okulumba amagana bitundu bino nga kati bewala…

Read More

Eyasobya ku mwana akaligiddwa

 Bya Ruth Anderah. Omusajja ow’e myaka  22  agambibwa okwekakatika  ku mwana  wa  mwanyina  asimbiddwa  mu  kkooti  enkulu  mu  Kampala. Avunanibwa ye Sendagire Anthony  , nga ono asomeddwa  omusango  mu  maaso  g’omulamuzi Jane Francis Abodo wabula n'agwegaana. Kati omulamuzi atadewo olunaku  lwa  August 9th guno  omwaka  atandike  okuwulira obujulizi  bw’oludda  oluwaabi. Kigambibwa nti Sendagire  omwana  wamukulu  we  yamusobyako wakati  w’omwaka…

Read More

KCCA etandise okuyiga abanywa sigala mu lujuddde.

Bya Damali Mukhaye. Ekitongole ekya KCCA kirangiridde nga bwekiweze enkola ey’okunywera sigala mulujudde, nga ono ye kaweefube ow’okuteeka munkola eteeka lya sigala elya Tobacco control act 2015. Bwabadde atongoza  kaweefube ono, director akola by’obulamu mu Kampala Daniel Okello agambye nti mu Kampala abantu  ebitundu 30% bafa bulwadde obwekuusa ku kukozesa taaba. Ono agambye nti wano webasinzidde okuwera  okunywa…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play