Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

E Mukono ababadde bagoba abasubuzi basse omutuuze

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze ku kyalo Kigombya e Mukono baguddemu ekyekango, munabwe bwafiridde mu bikwekweto ebikolebwa abakulembeze b’ekibuga okujja okujja abasubuzi ku mabbali genguudo. Omugenzi ye Marvin  Kibirige owemyaka 20 ng’abadde ayokya nyama y’ambuzzi mu kifo ekimu ekisanyukirwamu mu kitundu. Abakwsisa amateeka nga bakulembeddwamu Hilary Mulungi, akulira ebyokutekeratekera ekibuga babadde basenda, obumpadde, obudduka, emiddala, amayumba n’ebirala. Omugenzi mu kutaasa ebiobye,…

Read More

Abanadiini baagala ababaka ba parliament basabirwe

Bya Getrude Mutyaba. Omusumba w’essaza lye Masaka John Baptist Kaggwa asabye abakristu okusabira ababaka ba parliament basobole  okuwagira eky'okujjawo omusolo ku mobile money . Omusumba Kaggwa ategeezezza nga eggwanga Uganda bweriri mu katyabaga nga abantu bali bubi  , kale nga tebagwana kwongerako musolo mulala. Kati ono agamba nti ababaka bano beetaga kusindikira saala bamanye nti abantu banyigiizibwa.

Read More

Makerere egobye abaana basatu lwakwekalakasa .

Bya Ritah Kemigisa. Abakulira etendekero elya Makerere baliko abaana  3 bebagobye nga bano babalanga kutekateeka kwekalakaasa nga bawakanya eky'okwongeza abaana ebisale. Ebaluwa ewandiikiddwa amyuka akulira etendekero lino Prof Barnabas Nawangye era nga abaana okuli Daniel Kituno, Samuel Kigula ne  Jobs Dhabona bebagobeddwa , nga kigambibwa nti bano babade batambuza obubaka ku mikutu gya social media , nga …

Read More

Omubaka Munyaggwa ayanukudde abamunyooma.

Bya samuel Ssebuliba. Ssentebe w’akakiiko akalondoola akalondoola enzirukanya y’ebitongole bya government omujja era omubaka we Kawempe South Mubarak Munyaggwa ategeezeza nga abantu bwebatagwana kuddamu ku munyooma, kubanga emirimo alina obukakafu nti wakugisobola. Okuviira dala nga Munyagwa nga yakalondebwa okudda mu bigere bya munamateeka Abdul Katuntu, abantu bangi baamulaba nga omunafu awedde emirimo, era atalina busobozi kudukanya kakiiko…

Read More

Luyima abadde atwala poliisi yebidduka mu Kampala bamukyusizza

Bya Samuel Ssebuliba Oluvanyuma lw'okwemulugunya ku nneyisa y'abasirikale ba poliisi y'ebidduka mu Kampala, waliwo enkyukakyuka ezikoleddwa mu poliisi yebidduka. Abamu ku bakyusiddwa ye Julius Luyima, ajiddwa ku CPS natwalibwa e Masindi ggy'agenda okukolanga OC traffic. Wambesho Israel ajiddwa mu Kampala metropolitan nga regional traffic commander okudda e Ssezibwa era mu buvunayizibwa bwebumu. Ziramule Loy ajiddwa e Masindi nga yagenda…

Read More

Poliisi ye Muyenga bajigadde

Ivan Ssenabulya Poliisi etegezezza nga bwegaddewo poliisi ya Muyenga Model Community police, nga bategezeza nti bananyini ttaka kwebadde etudde bagala kulyekulakulanyiza. Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima ategezezza nti bagenda akujjayo abasirikaloe baabwe, nebikozesebwa aokubitwala ku poliisi endala. Abatuuze basabiddwa aokukozesa poliisi ezir ku okumpi.

Read More

Winnie Kiiza abiwakanyizza

Bya Kyeyune Moses Abadde akulira oludda oluvuganya gavaumenti mu palamenti Winnie Kiiza, okulendebwa kwakulira abatono oba Leader of Minority nti kyabwewussa. Winnie Kiiza abadde ayaogera ne banamwulire ku palamenti olwaleero mu Kampala, ngajjukizza abekibiinan kye nti ekiffo ekyo tekiri mu ssemateeka nga ssemateeka we gwanga agwana okusibwamu ekitiibwa. Anokoddeyo ebbaluwa ya ssbawandiisi wekibiina mu 2016, eya Nandala Mafabi…

Read More

Poliisi erindiridde palamenti

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi egamba nti erindiridde palaiament okukakasa entekateeka zokuzimba, ekizizmbe galikwoleka, awamakumirwanga tecnhologiya owomulembe e Nagur mu byokunopnyereza, kyebatuuma Regional Fronsic Center. Polojekiti eno eyobukadde bwa $60 yataongzebwa omwaka oguwedde wabula, nokutuusa kati ebadde tetandikanga. Bwabadde ayogera ne banamwulire, omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima agambye nti buli kimu kikoleddwa, ekyetagisa nga balindirdde palamenti. Kampuni ya…

Read More

Ebya Gen Kayihura okusibwa bigenze mu kooti.

Bya Ruth Anderah Waliwo bannayuganda babiri abagenze  mu mbuga z'amateeka nga baagala kooti enkulu ekyasanguze nti okusiba Gen Kale Kayihura mu komera ly'amajje wano e Makindye  kimenya mateeka , kubanga tatwalibwangako mu kooti yonna nga abazzi b'emisango abalala. Abagenze mu kooti kuliko Issa  Ogomba  nga ono munamateeka ne  Sarah Rukundo  omuyizi ku UCU, nga bano baawawaabidde ssabawolereraza…

Read More

Abaana ababade bawambiddwa banunuddwa .

Bya Ritah Kemigisa. Police wano mu Kampala eriko abaana babiri  beenunudde, nga bano babadde bawambiddwa era nga abawambi babade basabye ensimbi obukadde busatu. Ttaata w’abaana bano Hajji Musa Muliika  agamba nti abaana bano baabuze lunaku lwagulo era naawaba ku police ye Bweyogerere , nga ayagala emuyambeko okuzuula abaana bano okuli  Mulika Rahma ne Mulika Diin Tajudiin ,…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play