Bya Ivan Ssenabulya
Omulamuzi wa kooti enkulu e Mukono Margret Mutonyi aliko ssemaka gwasigisinza omusango gw’okukabasanya muwala we ow’emyaka 6.
Tom Mulindwa owemyaka 40 nga mutuuze ku kyalo Katungulu mu district ye Buikwe yasigisindwa omusango gwabadde amaze ebbanga ng’agwegana kati emyaka 4 ngalai ku alimanda e Luzira.
Omuwambi wa gavumenti Ann Kabajungu ategezezza kooti nti maama w’omwana ono yafuna obutakanya ne bba,…
Bya Ndaye Moses
Aba Uganda land alliance basabye akakaiiko komulamuzi Catherine B. okuvaayo banoyereze ku nkayana ze ttaka amu Apaa mu mambuka ga Uganda.
Bwabadde ayaogera ne banamwulire mu Kampala bano bagambye nti okusinga endoliito ku ttaka zikosezza batuuze.
Okuva nga 10th July, omwaka guno abatuuze abasoba mu 200 abagobwa aku ttaka lye Apaa mu muluka gwe Mungula…
Bya Samuel Ssebuliba.
Ssabapolisi we gwanga John Martins Okoth Ochola ayogedde ku mugenzi Okello Wilfred Makmot nga omusajja abadde omumanyi ku kyakola, omukozi, songa wampisa ekisukiridde.
Bwabdde yetabye mukusabira omwoyo gw’omugenzi wano ku All saints cathedral Nakasero, Ochola agambye nti ono yaliko mukamaawe mu 1989 ne 1990 bweyali nga akyaduumira police y’omubanga e Ntebe , songa ye…
Bya Shamim Nateebwa
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga, alambudde emirimu egikolebwa ku Twekobe mu kwetegekera Jubireewo, okuzzaamu amaanyi abakozi.
Abali ku mirimu gino owembuga abebaza olw’okwewaayo okuweereza Obuganda awatali mpeera.
Egimu ku mirimu egikolebwa mwe muli ogwa Twekobe Ejjudde, okugiyooyoota n’okussaamu byonna ebyetaagisa era yakukwasibwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, ku lwokubiri lwa ssabbiiti egya nga…
Bya Rita Kemigisa
Ministry yamasanyalaze nebyobugagga ebyomu ttaka okulinnya kwe bbeyi yamasanyalaze, ekitadde ku kukendeera kwamasanyalaze agabadde gatundibwa e bweru nga ku muliraano mu Kenya ne 50%.
Mu kiseera kino unit yamasanyalaze egula 718.9 buli unit eri abakozesa agawaka okuva ku Shs685.6, ate abasubuzi bagagula 648.3 okuva ku Shs619.1 nga bwebabadde bagagula.
Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe…
Bya Abubaker Kirunda
Abantu 5 bebaklwatiddwa poliisi mu district ye Bugiri olwokwenyigira mu kutabangula campaign zomubaka wa amunispaali ye Bugiri.
Abakate kigambibwa nti babadde balwanagana ne poliisi mu lukungaana alwa munna JEEMA Asuman Basalirwa nokulumya abantu.
Bano kuliko Safu Musobya, Kassim Waiswa, Paul Kakome, Hassan Mulosita ne Hamada Nkwanga.
Omwogezi wa poliisi mu Busoga East James Mubi ategezezza nti…
Bya Barbra Nalweyiso
Aba bodaboda e Mityana bawakanyiza enkola y'okujibwangako sente buli lwebayingira mu dwaliro ekkulu e Mityana.
Bano bagamba nti buli kiduka kyona ekiyingira mu dwaliro lino kisolezebwako sente za uganda 1500 nga ziriko ne receipt kyebagamba nti tekibayisiza bulungi atenga tebandiyagade kukomya balwade ku kubo.
Yuda Muwonge sentebe wa bodaboda mu Busimbi Division agamba nti sente…
Bya Ivan Ssenabulya
Omubaka wa munispaali ye Mukno Betty Nambooze ategeezezza ngensimbi ezimujanjaba mu India bwezimuwedeko, kalenga yeetaga obuyambi obulala okumujanjaba enkizi.
Ekiwandiiko ekituweereddwa okuva mu office ya Nambooze kiraze ngomubaka budget bwemugezeeko, okusinziira aku nsimbi ezaali zibalirirddwa.
Abakaulu abaddukanya emirimu gya Nambooze bagamba nti parliament mpaawo kasimbi keyabasindikidde okubataasa mu mbeera omubaka gyalimu, wabula ga tebanatuuka kussa…
Bya Ssebuliba samuel.
Police wano e Kampala ekutte omukazi nga emulanze kudda kubintu by’omusajja gwabadde aganza nabibba nga wakayita sabiiti 3 nga balabanye.
Police egamba nti omukyala ono ategerekese nga Hanifah Mudondo yasisinkana omusajja Patrick Kusemererwa nebasiimagana mubwangu, era nebakaanya okubeera bonna.
Wabula olunaku olw’eggulo omusajja ono bweyakedde okugenda okukola , omukyala nadda kubintu omwabadde engatto, Radio,…
Bya Ruth Anderah
Waliwo omukuumi waawaka asimbiddwa mu kkooti enkulu mu Kampala naasingisibwa omusango gw’okusobya ku mwana wa mukama we ate ng’alina akawuka akaleeta mukenenya.
Ochan Mathew asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Jane Francis Abodo namusingisa omusango oluvanyuma lw’okwekenenya obujulizi obwaletebwa oludda oluwaabi nakizuula nti ddala kituufu omwana yatusibwako ogwa buliisa manyi.
Omwana eyasobezebwako yali wa myaka ettaano gyoka …
