Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Ababazi b’ebitabo abanafu baakugobwa.

Bya Samuel ssebuliba.       Ministry ekola by’ensimbi ekaanyiza n’akakiiko akakola ku by’abakozi okubonereza ababazi b'ebitabo bya government ku mitendera gyonna abanasangibwa nga bazembe oba okubulankanya ensimbi. Bweyabadde alabiseeko eri akakiiko ka parliament akakola ku government ez’ebitundu, omuwandiisi ow'enkalakalira mu ministry ekola ku by'ensimbi Keith Muhakanizi agambye nti baakizudde nga emitwaana egyekusa ku kubulankanya ensimbi za government kutandikira kubantu…

Read More

Eyasobya ku mwana ow’emyaka omusanvu akaligiddwa.

Bya Ruth Anderah.       Omuvubuka eyasoberera  omwana  ow’emyaka 7 ng’ava  kuluzzi  namutusako  ogwabulisa  manyi  kkooti  enkulu mu Kampala egumusingisiza. Sali  Dezideriyo  nga abade yaakamala  emyaka  ebbiri  mu komera  e Luzira asimbiddwa  mu  maaso  g’omulamuzi Jane  Francis  Abodo namusingisa omusango. Sali omusango yaguza nga April 23rd 2016 mu district ye Wakiso. Oludda  oluwaabi  lugamba nti Ssali  omwana  yamusobereera  ava  kuluzzi n'amusika …

Read More

Abagenda okudukanya enyonyi ye gwanga bakusunsulwa.

Bya Fredric Musisi.     Oluvanyuma lwa uganda okutumya enyonyi ezigenda okukolera wansi wa  Uganda airline, ekitongole ekikola ku mbuuka zenyonyi ekya Civil Aviation Authority kitegeezeza nga bwekigenda okwetegereza obusobozi bwa company  ekya Uganda National Airlines company egenda okudukanya enyonyi zino. Kati tutegeezeddwa nti bano bagenda kulabikako eri civil aviation ku Monday bakakase oba balina obusobozi okudukanya eky’obugaga…

Read More

Gavumenti eyanjudde ebbago lye nnongosereza mu tteeka ku musolo

Bya Kyeyune Moses Gavumenti eyanjudde ebbago lye nnongosereza mu tteeka lyomusolo eri palamaneti. Ebbago lino lyanjuddwa Minister webyensimbi Matia Kasaiaja. Kino kidiridde gavumenti okwekuba amu mutima, oluvanyuma lwokulajana aokungi olwomusolo ogwasukirira ogubadde gujibwa aku Mobile money neku mikuttu muyunga bantu. Kati mu nnongosereza gavumenti zeyagala, omusolo ogwa 0.5% gweguba gujibwa aku nsimbi ezsisndikibwa amu nkola eyokumasimu, ate 200 ebya…

Read More

Kayihura wakusigala mu kadukulu

Bya Moses Kyeyune Eyali ssbapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura wakujira ngabeera mu kkomera waddenga kiri wabweru wamateeka. Gen Jje Odongo abadde ayanukula ku kwemulugunya okuleteddwa minister wensonga zomunda amu gwanga, mu gavumenti eyekisikirize Muhamed Muwanga Kivumbi akaladde okubuuza lwaki Kayihura bakyamugalidde, nokusukka essaawa eziri mu mateeka. Odongo agambye nti emisango egimu ngejivunanwa Kayihura minene nga tejiyinza kugoberera…

Read More

Obulumbaganyi ku social Media bwa’badde bwa bulimba

Bya Moses Kyeyune   Minister owensonga zomunda amu gwanga Rtd. Gen Jeje Odongo ategezezza palamenti eggulo lino, nti ebyalabikidde ku mikuttu gya social media nga balaliika obulumbaganyi ku bantu, bwali bulimba. Kino kyadirira omubaka wa munisipaali ye Gulu Lyandro Komakech okwemulugunya, nokulaga aokutya olwokulabula okwakolebwa nti nga July 17, wakubaawo obulumbaganyi. Gen Adongo agambye nti kuno kwalai kutisatiisa kwennyini…

Read More

Museveni waakusimibwa olw’okulwanirira emirembe.

Bya Ritah Kemigisa.     Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni agenda okuweebwa ekirabo ekimusiima olw'okulwanirira emirembe mu Africa yonna nga guno omukolo gwakubaawo mu lukungana olw'emirembe  olwa Global Peace Leadership conference olunabeera wano e Munyonyo. Luno olukungana lwakubaawo nga  1st to 2nd August, era nga minister akola ku nsonga z'abakozi ba government Muruli Mukasa agambye nti kino ekirabo omukulembeze…

Read More

Palamenti yakuteesa kumusolo gwa mobile money.

Bya Samuel ssebuliba.   Olunaku olwaleero parliament lwesuubirwa okukubaganya ebirowozo ku bago lyeteeka erigenda okukola enongosereza mu musolo  ogwatekebwa ku Mobile money ne social media. Kinajukirwa nti olukiiko lw'abaminister lwakirizadda nti  omusolo ku mobile money gukendeezebwe okuva ku nusu 1% okudda ku 0.5% . Kinajukirwa nti bino byonna okutuuka wano kyadirira abantu okutaama nebawakanya eky'okujja omusolo ku mobile money…

Read More

Polisi egambye Uganda ekyali ntebenkevu.

Bya Ritah Kemigisa. Ssabapolisi we gwanga Martins Okoth akakasizza bannayugada  nga egwanga bweriri mu mirembe egitagambika, newankubadde wabadewo abagamba nti Uganda eri mukatyabaga. Kinajukirwa nti wabadewo ebigambo ebisasanyizibwa ku mitimbagano egy'empuliziganya , nga biraga nga banna- uganda bwebalina okwetegerekera embeera embi egenda okulumba uganda. Wabula bwabadde ayogerako ne banamawulire, ssabapolisi yagambye nti bino ebyogerwa byakumala budde, polisi ekola…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play