Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Aba Cancer Institute bagumizza abalwadde

Bya Shamim Nateebwa Wadde ng’abaddukkanya eddwaliro lya kookolo e Mulago aba Uganda cancer institute bakakasizza okudabiriza ekyuma ekikaliira obulwadde buno ekipya okutandika ku Lwakuna lwa week eno tekujja kutataganya nyo byabujanjabi. Abalwadde babadde bagamba nti bandifuna okukalubiriibwa mu mbeera gyebafunamu obujanjabi. Ku balwadde 150 ekyuma kino bekikola buli lunaku kyakusobola okukola ku balwadde 100 bokka mu nnaku zino…

Read More

Okusunsulamu abavuganya e Bugiri bakuyimirizza

Bya Abubaker Kirunda ne Benjamin Jumbe Akakiiko kebyokulonda kayimirizza okusunsulamu abanavuganya ku kifo kyomubaka wa munisipaali ye Bugiri mu palamenti. Akulira ebyokulonda mu district eno Christine Kunihira okusunsulamu kubadde kwakutandika olwaleero, wabulanga waliwo abadukidde mu kooti okusaba entekateeka eyimirire era kooti kyeragidde. Kunihira agambye nti kati balainze binaava mu kooti. Okulonda kweno kwalangirirwa okubaawo nga 10 July. Bino webijidde ngabantu…

Read More

Insurance Regulatory Authority Bajitutte mu kooti

Bya Ivan Ssenabulya Waliwo munamateeka atutte ekitongole ekirunganya zi insuwa  mu gwanga ekya Insurance Regulatory Authority mu kooti, ngabalanga kusolooza  insure eza motor third party kyoka nga tezigasa bantu. Third party eriwo kugasa muntu atali nanyini motoka oba agivuga, wabula akoseddwa mu kebenje akabeera kagudde ku motoka. Kati  musajja mukulu ono Steven Ssekigozi agamba nti awakanya ekyokusasula insuwa…

Read More

Abadde ateberezebwa okuwamba omwana attidwa.

Bya Abubaker Kirunda. Abatuuze  ku kyalo Iziru mu gombolola ye  Buyengo  wano mu jinja baliko  omusajja gwebakubye embooko okutuuka okufa ,nga ono bamutebereza kuwamba mwana. Omugenzi ategerekese nga Sulaiman Bazibu nga ono abatuuze bamugoberedde oluvanyuma lw'okumulaba nga aliko akaana ak’emyaka 10 kabeperereza okubaako gyakatwala. Kati kino kitanudde abatuuze okumusimbako, okukakana nga bamukubye emiggo  egimusse. Twogedeko n’aduumira police yeno Joseph…

Read More

E bugiri omuliro gusse abantu bana .

Bya Abubaker Kirunda. E Iganga  abantu bana bafiiride mu muliro ogukutte enju mukiro ekikeeseza olw'aleero Eno enjega ebadde ku kyalo Nkatu wano e Iganga North division. Ayogerera police eya Busoga East James Mubi agamba nti ensibuko y’omuliro guno mpaawo y’akitegedde. Omuliro guno gusse abaana basatu ne maama w'abaana bano abadde munda mu nyumba , wabula nga amanya gaabwe mpaawo…

Read More

Omukuumi afiiride mu mazzi.

Bya Abubaker Kirunda. E bugiri waliwo omusajja ow'emyaka  23 agude mu kidiba  omuva amazzi agfukirira omukyere okukakana nga afudde. Afudde ye Peter Ogoola nga ono kigambibwa nti abadde alinye ku muyembe okuwanula emiyembe,kyoka awanuseeyo nagwa mumazzi okukana nga afudde. Bino  bibadde mu company eya Bulue ribbon  esangibwa muku kyalo  Kasolwe mu gombolola ye  Balawoli Sentebe w'abavubuka   Kezekia Kisige agamba…

Read More

Ssemaka yetuze lwakumumma kaboozi.

Bya Abubaker Kirunda. Waliwo omusajja wa myaka  52 asazeewo okwejja mubudde nga kino kidiridde mukyalawe okumumma akaboozi Omusajja eyeetuze ye Joseph Ojur   omutuuze we  Kabagu zone wano mu  Njeru Municipality , nga ono  kigambibwa nti mukyalawe abadde yamwegobako okuva lweyakimanya nti akawuka ka mukenenya kamuyoola. Adummira police ye Njeru  Christopher Tuhunde agambye nti  omusajja ono yeetugudde mu njuuye…

Read More

Akabenje katuze babiri e kabale.

Bya Samuel Ssebuliba. Waliwo abantu babiri abatokomokedde mu kabenje akagudde ku kyalo  Kakatunda  ku luguudo olugatta Kabale ku Mbarara . Kano akabenje okugwawo kidiridde  taxi number o UBB 883V  okugwa neyeefuula emirundi egiwerako Ayogerera police yeeno  Elli Matte  agambye nti  abafudde kuliko Manikuze Charles  ow'emyaka 38  ne Bagaruye Lawrence  oweyaka 60. Ono agamba nti okunonyereza okusooka kulaga nti kano…

Read More

E mityana omuliro gusse abantu babiri.

Bya Magembe Ssabiiti. Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Namukoze mu central division mu kibuga Mityana abantu 2 bwebafiridde mu muliro ogukute enyumba mwebabadde basula. Abafudde kuliko Namukadde Nakabugo Annet ow'emyaka 55 ne muzukulu we Kabanda Nicolas ow'emyaka 3  atenga Kalule Gideon owemyaka 4 asobodde okusimatuka omuliro guno. Omwogezi wa police mu Wamala Region Nobert Ochom ategezezza ng'omuliro guno bweguvudde…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play