Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Ba Minista bakubaganye empawa

Bya Ritah Kemigisa Minister webyuma bi kalimagezi nebyamawulire Frank Tumwebaze akubaganye empawa ne munne owa Kampala. Tumwebaze ategezeza banamwulire nti olukiiko lwaba minister olwa cabinet lwasazeewo okwongeza abakulembeze mu Kampala emisaala, mu mbalirira yomwaka gwebyensimbi 2018/19. Wabula Kamya byawakanayizza. Bwabadde ayogerako naffe minister wa Kampala Betty Kamya agambye nti, cabinet kyeyasazeewo bebakulembeze mu Kampala aokusigaza emisaala gyebabadde bafuna mu…

Read More

Omusajja afumise mukyala we

Bya Shamim Nateebwa James Mawalo owemyaka 28 yafumisse  mukyala we   Pauline Nakityo owemyaka 25 nga  omukozi mu bbanka ya Centenary ku ttabi ly’e Mukono. Ono mu kiseera kino apokyezza mu ddwaliro e Mualgo ekiso kyamuyuzizza olubuto, ku bbeere nemu mugongo nga kati embeera gyalimu yelarikirizza. Nakityo agamba nti, yabadde agenze kuggya ku bba omwana waabwe ow’emyaka ebiri ne…

Read More

Cholera akakasiddwa e Tororo ne Malaba

Bya Sam Ssebuliba Ekifananyi: Kijiddwa mu bikadde Ministry ye’byobulamu ekakasizza okubalukawo kwekirwadde kya Cholera mu district ye Tororo ne Malaba. Bino webijidde ngabantu 7, ezaabwe baavunise abasing kyebabadde bogeddeko ngekirwadde kyebatategeera. Bwabadde ayogera eri palamenti akakwungeezi kano, minister omubeezi owebyobulamu Sarah Opendi akakasizza nti bekebejezza abalwadde mu ddwaliro e Tororo era nekizuuka nga cholera. Minister kino akitadde ku nkuba ettonnya…

Read More

Buganda ettongozza entekateeka z’omwoleso gwebyobulmbuzi

  Bya Shamim Nateebwa File Photo: Mayega nga yogera Olunaku olwaleero obwakabaka bwa Buganda butongozza kawefube aganda okugobererwa  mu kutegeka omwoleso gwa Buganda  ogw’omwaka guno 2018. Okusinziira ku ntekateeka, omwoleso gugenda kutandika nga 24th June gumale sabiiti namba, nga gwakubaamu ebyobulamubuzi, obusuubuzi nebikwata ku butonde bwensi. Bwabadde eyogerera mu kutongoza omwoleso guno, Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayega agambye nti…

Read More

Kompuni ya UTL yakuweebwa layisinsi ya myaka abiri.

Bya Rutah Kemigisa. Kyadaki Gavumenti t eragidde kampuni  eya Uganda Telecom Limited okukwatagana n’akakiiko akakola ku by’empuliziganya balabe bwebayinza okwogezaayo liyinsi  yaabwe kati eweze emyaka 20. Bwabadde ategeeza banamawulire ebyakaanyizidwako mu lukiiko lwaba minister  minister akola ku by;amawulire nga ono ye Frank Tumwebaze  agambye nti ono yoomu ku kaweefube w’okulaba nga  UTL etandika okukola ku nsimbi. Ono agamba…

Read More

Omusango gwa Sheik kamoga gwongezedwayo.

Bya Ruth Anderah. Kooti ejulirirwamu etadewo olwa nga 18 May nga olunaku kwegenda okuweera ensala yaayo kukusaba kwa Sheikh Muhammad Yunus Kamoga nga ono ayagala akirizibwe okuwoza nga ava bweru wa kooti. Kinajukirwa nti omukulu ono yakaligibwa obulamu bwonna oluvanyuma lw’okusingisibwa emisango egy’ekusa kukutta abasiramu,kyoka najulira era nga wano waasinzidde okusaba awoze nga aba bweru wa kooti. Kati…

Read More

Abasawo baanukudde omukulembeze we gwanga.

Bya Ben Jumbe. Ekibiina ekitaba abasawo ekya Uganda Medical Association kyanukudde omukulembeze we gwanga ku by’okwekakalaasa, nga ono yavudeyo olunaku olw’egulo nabalengezza  olw’okwekalakaasa kw’ebaalimu gy’ebuvudeko. Bweyabadde ayogerera ku lunaku lw’abakozi olw’abadde e sembabule, President yagambye nti abasawo bano baali basazeewo okuteeka government ku bunkenke okusobola okugijjamu kyebaagala, kale nga y’ensonga lwaki yali ayagala kuleeta abasawo okuva mu…

Read More

Abalaalo batandise okusenguka mu mambuka g’egwanga.

Bya  Patrick Ebong.     Tutegeezeddwa  nga abalaalo abaali beesibye mu mambuka ge gwanga  bwebamazze okwamuka ebitundu nga  Lango, Acholi ne  West Nile  nga  ne nsalesale eyabaweebwa tanagwaako. Twogedeko ne Maj Telesphor Turyamumanya ayogerera amagye ga UPDF mu kibinja eky'okuna n’agamba nti ente ezisoba mu 42,000 zimaze okwamuka ekitundu kino. Kinajukirwa  nti bano omukulembeze we gwanga…

Read More

Kizuuse nga abantu abafa omuka omukyamu gwebasika beeyongedde.

Ssebuliba samuel Waliwo okunonyereza okukoleddwa ekitongole ekikola ku by’obulamu  munsi yonna nekizuuka nga kubuli bantu 10  mu nsi yonna, abantu  9 basika ebikaka ebikyamu ebiyinza n’okukosa obulamu bwabwe. Alipoota eno ekizudde nga abantu obukadde  musanvu  bebafa buli mwaka okwetoloola ensi yonna nga bino biva ku mukka guno. Dr Tedros Adhanom  nga ono y’akulira  ekibiina kino  ekya world health…

Read More

Aba DP balumirizza ebibiina byabakozi

Bya Ivan Ssenabulya Abekibiina ekya Democratic Party banenyezza ebibiina ebitaba abakozi olw’okuyambako mu kubonyabonya abakozi be gwanga. Bwabadde eyogerako ne banamawulire, omwogezi w’ekibiina DP Kenneth Paul Kakande agambye nti bano bakukuta ne gavumenti ate okunyigiriza abakozi, ngebisinga byafuuka mikwano gya gavumenti. Ono wayogeredde bino ngebibiina nga NOTU byakavaayo okunenya gavumenti olw’obutafa ku nsonga zabakozi.

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play