Bya Ritah Kemigisa.
EKitongole ky’obwanakyeewa ekikola kunkola ey’ekizaala gumba ekya Reproductive health Uganda kitegeezeza nga bwekitandise okuyita mu bavubuka okusomesa banabwe enkola ey'ekizaala gumba.
Twogedeko n'akulira ekitongole kino Jackson Chekwek n'agamba nti kino baakikoze okusobozesa abaana ab’obuwala okutandika okwemanyiiza enkola eyekizaala gumba, nga amawulire gano bagagira dala kubanaabwe.
Ono agamba nti batendese abavubuka abasoba mu 800,000 nga bano…
Bya samuel ssebuliba
Ssemaduuka wa Shoprite tutegeezedwa nga bwategese okwongera okuggulawo amatabi amalala mu uganda
Bino webigiidde nga shoprite yakagulawo etabi edala wano ku Acacia mall,songa era basuubizza nga bwebagenda okugulawo ematabi amalala abiri.
Twogedeko n'akulira Shoprite mu Uganda Jayte Slabbert nagamba nti mutabi lya Acacia bagenda kutondawo emirimo 94 , wabula nga kugino ebitundu 51% gigenda mu…
Bya Ivan Ssenabulya.
Wano e Nakaseke,tutegeezeddwa nga edwaliro lye Nakayonza Health Centre 3 mu gombolola ye Lwabiyata bweritandise okudabiirizibwa
Ono kaweefube yenna eteredwamu ensimbi aba Rotary Club eya Lugogo Mango Tree era nga bataddemu obukadde 46.
Twogedeko ne president wa w’etabi lino Robert Nsereko n'agamba nti edwaliro lino lyali liwedewo olw’embeera embi gyelirimu, wabula kaakano kaweefube wakulizza…
Bya Samuel Ssebuliba.
Government etegeezedwa nga bwegwana okutandika okusoma alipoota zonna ezizze zikolebwa ku mivuyo gya Makerere , olwo etandike okuziteeka munkola mukifo ky’okulagira okunonyereza okulala.
Kinajjukirwa nti gyebuvudeko omukulembeze yalagira wakolebewo okunonyereza e makerere, era Rwendeire report n'ekolebwa, songa bino byagenda okubaawo nga Omaswa Report yakolebwa dda naye neterekebwa- buterekebwa.
Kati twogedeko ne Prof Francis Omaswa…
Bya Ben Jumbe.
E Rukungiri ewagenda okubeera okulonda okw’omubaka omukyala owa district agavaayo galaga nga okutimba enkalala z’abalonzi bwekutandise leero olwo abalonzi batandike okunoonya amanya gaabwe, ko n'okumanya abaafa , n'abaasenguka.
Entekateeka eno etandise leero, wabula nga yakugendera ddala mu maaso okutuusa nga 9th May 2018, era nga enkalala zino zitimbiddwa mu bifo 280 ewagenda okubeera okulonda.
Gyebuvudeko…
Bya Samuel Ssebuliba.
Ebitongole by'obwanakyeewa ebirwanirira edembe ly'obuntu bitandise okusiima enkyukakyuka ezikolebwa mu police ye gwanga.
Bino bigidde mukadde nga abakulu mu police bangi bazze bakyusibwa, nga kwogesse n’okuggala police ye Nalufenya ebadde etwalibwa nga akattiro.
Twogedeko n'akola ku by'amawulire mu kibiina ekya Human rights network Patrick Tumwine , naagamba nti enkyukakyuka zino ziggwana zitandike okulabika nga zikola,…
Bya Ritah Kemigisa.
Waliwo okunonyereza okukoleddwa nekizuuka nga mu Uganda abakyala abakozesa enkola ey’ekizaala gumba baweze akakadde kalamba.
Bwabadde eyogerera mu tabamiruka w’abakola ku nsonga z’ekizaala gumba, akkulira ekitongole ekya Reprooductive Health Jackson Chekweko n'agambye nti abakyala bangi batandise okufaayo ku baana bebazaalaa, kyagamba nti kizaamu amaanyi.
Ono agamba nti kino basobodde okukituuko nga bayita mu nkola ez'enjawulo,…
Bya Ritah Kemigisa.
Government ya Uganda esabiddwa okutwala akadde yeetegereze obwananyini kutaka mubuli kitundu olwo lwenaafuna engeri gyegagenda okugonjoolamu enkayana kutaka.
Bwabade eyogerere mu lukungana olw’okukubaganya ebirowozo kwebyo ebyakatuukibwako mu kunonyereza kwakakiiko kebyetaka, Munamateeka Peter Mulira agambye nti government obutamanya bwananyini kutaka, ko n’enjawuka okusinziira ku byafaayo kwekuvudde emitawaana.
Ono agamba nti newankubadde akakiiko kano kakoze kinene okuzuula…
Bya Sam Ssebuliba
Poliisi ekyenyweredde mu kiffo ekisooka mu bitongole ebityoboola edembe lyabanamwulire, okusinziira ku alaipoota ekwata ku dembe lyobuntu eya 2017 aba Human Rights Network for Journalists gyebafulumizza.
Eno ye alipoota eyomulundi ogwomwenda, ngeraze nti mu mwaka 2017 emisango 113 egyokutulugunya banamwulire gyegyawandisibwa mu bitabo, nga 83 kwejo poliisi yeyatulugunya banamwulire.
Ate 6 gyakolebwa akakiiko akebyempuliziganya mu…
Bya Moses Ndaye
File Photo: Abayizi e Makerere bekalakasiza gyebuvuddeko
Abayizi abamaliriza S6 abasoba mu 1000 baganda kutendekebwa mu nkola eya mwoyo gwa gwanga, nga tebanegatta ku matendekero aga waggulu mu August womwaka guno.
Commissioner avunayizibwa ku ntekateeka ya Mwoyo gwa gwanga Brig. Patrick Mwesigye ategeeza nti okubangulwa kugenda kutandika olunnaku lwenkya, ku ttendekero lya Uganda prisons training…
