Bya Ivan Ssenabulya
Gavumenti esabye banamulire obutesambanga bitongole byayo wakati mu kutekawo embeera ennungi gyebakoleramu nokukuuma eddembe lyabwe.
Bwabadde ayogerera ku mikolo gyoluinnaku lwe ddembe lyabanamawulire kulwa ministry yebyamawulire nebyuma bi kalimagezi , omwogezi wa gavumenti Ofwono Opond ategezeza nti emirundi mingi bano, baddukira mu bibiina byabwe ebibagatta, nebatategeeza ku poliisi.
Alaze obukulu bwokutambulira awamu ne gavumenti nebitongole…
Bya Ivan Ssenabulya
Kikiddwa mu bikadde: Abatuuze nga bali mu lukiiko lwe kyalo
Abatuuze ku byalo Nkakwa ne Masugga mu gomboloola ye Ss e Bukunja mu district ye Buikwe basobeddwa ekka nemu kibira oluvanyuma lwo’mugagga Lome Richard eyeyita nanyiini ttaka kwebatudde okusenda emmere yabwe yonna.
Ettaka lino liwerako yiika 500 nga’batuuze babadde balimirako ebirime ebyo’kutunda omuli Cocoa, Bogooya,…
Bya Ruth Anderah
Minister owebye ttaka Betty Amongi bamulumirizza okubba ettaka lya Bazungu/Bayindi ebimu ku byalekebwa.
Tashak Partel ataddeyo okwemulugunya kwe eri akakaiiko akannyererza ku mivuyo gye ttaka, nagagamba nti bwebaali tebanagobw mu gwanga, bajaaabe baali bawandisizza plot 29 esangibwa ku Acacia avenue mu Kampala eri olukiiko olukuuba ebyobugagga byabayindi ebyalekebwa, olwa Departed Asian custodian board .
Agamba…
Bya Ben Jumbe
Abaana 2 banansi be gwanga lya Congo, abanoonyi bobubudamu bafiridde mu kabenje ka bus ku lugudo oluva e Kisoro okudda e Ibanda.
Akabenje kano kabaddemu Bus ya baby coach namba UAR296/J ebadde esengula abanoonyi bobubudamu bananis ba Congo, okubajja e Kisoro okubatwala mu nkambi ya Kyaka 11 refugee settlement mu district ye n Kyegegwa.
Omwogezi…
Bya samuel Ssebuliba.
Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye mpisa n’obuntu bulamu ebyolesebwa aba Rotary mu uganda , naddala munkola yaabwe ey’emirimo, kko nemubulamu.
Bino Omutanda ebyogeredde mu tabamiruka w'abanna Rotary owe 93 atudde wano e Entebe.
Mukwogera Ssabasajja Kabaka agambye nti ekitundu kyona omuli abantu abatalina mpisa oba akafa nsonyi tekiyinza kukulakulana, kale kino…
Bya Ivan Ssenabulya.
Sipiika wa palamenti ya uganda omukyala Rebecca kadaaga asoomozezza minisitule ekola ku by’amawulire okukwatagana ne banamawulire benyini balowooze ku kyokukola enongosereza mu mateeka agambibwa okuba nga gazibuwaza emirimo gy’abanamawulire.
Sipiika okwogera bino abaddde wano ku kibangrizi kya Railway grounds nga yegasse kubanamawulire okukuza olunaku lwabwe olwaleero.
Speaker agambye nti banamawulire bankizo nyo mukulwanirira edembe ly'abantu…
Bya Samuel Ssebuliba.
Ababaka abava mu Teso sub-region basabye government okutandika okusikiriza bamusiga nsimbi okugenda mu kitundu kino okusobola okukyusa embeera z'abantu beeno.
Bino bigidde mukadde nga bano batekateeka tabamiruka ow'omulundi ogw’okubiri , nga ono wakubaawo ku lwakutaano.
Twogedeko n’ababaka okubadde owe Ngora David Abala nowe kumi municipality Silas Aogon nebagamba nti ekitundu kino kiri bubi nyo, kale…
Bya Magembe Ssabiiti.
E mityana Omuliro ogwa maanyi gusanyizaawo amaka goomu kubatuuze wamu n’ebyobugaga ebibalirirwamu obukadde n’obukadde.
Amaka agayidde, ga Gerald Mutebi nga ono ye nyini kampuni ya 'Smart' ekola waragi ayitibwa Mood Gin nga ono matuuze ku kyalo Nalugazi, mu Division ye Busimbi, mu munisipaali ye Mityana.
Ebintu ebiyidde kuliko amaka , awamu ne sitoowa enenne ebadde eriraanye…
Bya samuel ssebuliba.
Oluvanyuma lw’abantu ab’enjawulo okuvaayo okuwakanya eky’okwongeza omusaala abamu ku bakozi ba govt ate abalala nebatafiibwako, kyadaaki government ekiriza okudamu yetegereze olukangaga lw'omusaala luno.
Ebimu ku bisinze okunyiiza abakozi ba government kwekongeza abasomesa ba sayansi nga bano baakufuna obukadde 2, songa banaabwe abasomesa amasomo amalala baakuweebwa emitwalo 630,000.
Twogedeko ne minister akola ku bakozi ba government…
File Photo: Fr Lukodo
Minister omukwasisa wempisa nobuntu bulamu Fr Simon Peter Lokodo ayimirizza olukiiko olubadde lugenda okutuula olukwata ku ssiriimu, ngategezeza nti lwategekeddwa kutumbula bisiyaga.
Bwabadde awayaamu naba Daily Monitor Fr Lokodo ategezeza nti olukiiko luno lubadde lutegekeddwa akakiiko akavunazyizibwa okulwanyisa ssiriimu aka Uganda Aids Commission naba Most-At-Risk Population Network Limited, nga lubadde lwakubaawo okuva nga…
