Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Abbira ku mobile money bakaligiddwa.

Bya Ruth Anderah. Waliwo abantu babiri abagambibwa okubbira sente ku mobile maney abavunaniddwa nebasindikibwa e Luzira. Ababbiri bano okuli Kyarisima Doreen ow’emyaka 30 nga mutuuze we Kamwokya ne mune Nasuna Ruth naye ow'emyaka 30 nga naye  mutuuze we mutungo bavunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisoka Patrick Talisuna nebakiriza e misango. Oludda oluwaabi…

Read More

Police ne KCCA baakukwatagana mu kutebenkeza kampala.

Bya Ssebuliba samuel Abakulu mu kitongole ekya KCCA bategeezeza nga bwebagenda  okukwatagana ne police ya kampala n'emiriraano okutandika okuyambagana  mu ngeri ey'okuduukirira ebigwa tebiraze. Akawungeezi ak'eggulo Executive director wa kampala Jenifer musisi yawayizaamu  n'aduumira police eno omujja  omukulu  Moses Kafeero nebakaanya okusisinkana nga entakera okuteseganya ku by'okwerinda, nga kwogase n'okutekateeka eby’entambula bya Kampala, okwewala omugoteko. Ye kafeero ategeezeza…

Read More

KCCA enenyezza nannyini kizimbe ekyagudde

Bya Ritah Kemigisa Ekitongole kya Kampala Capital City Authority kineyezza Patrick Byashaki, nanyini kizmbe ekyagudde e Buziga olunnaku lwe ggulo nti yajemera ebiragiro byabwe bweyava ku plana yekizimbe gyebakakasa. Olunnaku lwe ggulo abantu 20 bebasimattusse okufa nebabuuka nebisago songa ekizimbe ekyemyaliro 4 bwekasse ku lya Buganda ku Gava road. Bwabadde ayogerera mu lutuula lwa council akulira ebyokuzimba nokutegekera…

Read More

Cholera yeyongedde mu Kampala

Bya Ritah Kemigisa Oluvanyuma lwekirwadde kya Cholera okukaksibwa mu Kampala, abantu emitima gyewanise, era bali mu kutya. Okusinziira ku kiwandiiko ekifulumiziddwa akolanga akulira ebyobujanjabi mu ministry yebyobulamu, Dr. Henry Mwebesa abantu 7 bebakaksibwa nga 4 bava mu bitundu bye Kalerwe. Abalala 3 bajiddwa mu district ye Mpigi. Dr Mwebesa ategezezza nti bano bagenda mu maaso nokujanjabibwa mu ddwaliro lya…

Read More

Aba FDC bambalidde gavumenti olwo’butawa UNBS nsimbi zimala

Bya Ivan Ssenabulya Aba FDC batabukidde gavumenti ku nsona zekitongole ekikebera emutindo ekya UNBS, nga bagamba nti bano balemedwa okubavugirira okukola emirimu. Bwabadde eyogerako ne banamawulire wano Najjanankumbi, amyuka omwogezi wekibiina Paul Mwiru agambye nti bano mu tebalina  busobozo na bukugu okwekebejja omutindo. Bano tebalina mekebejjezo, nga bino webijidde ngamakampuni aganjawulo gaweebwa omulimu, okwekebejja omutindo wabyulanga nago gogerwako…

Read More

7 bebanunudde ku muzikiti gwa USAFI bali mbutto

Bya Ritah Kemigisa File Photo: Onyango nga yogeera Okunonyereza okugya ku banatu abakwatibwa ku muzikiti gwa Usafi wiiki ewedde, kulaze nti ku bawala 11 bebanunula, 7 bali mbutto atenga kisubirwa nti babakaka akakboozi. Bwabadde ayogera ne banamawulire ku Media Center olwaleero, omumyuka womwogezi wa poliisi Patrick Onyango ategezeza nti abaana bano bali wakati wemyaka 13 ne 15 nga babakebedde…

Read More

Police eyongedde okusoggola ebikwata ku bantu abaakwatibwa ku USAFI.

Bya Ritah Kemigisa. Police etegeezeza nga nga bweyongedde okukwataagana n'ebitongole ebikola ku by'okwerinda ebirara okwongera okugaziya mu kunonyereza ku bantu bebaakwata wano ku USAFI , songa era balina n'akakwate kukuttibwa kwa Suzan magara. Bwabadde eyogerako ne banamwulire  amyuka ayogerera police ye gwanga Patrick Onyango  agambye nti okunonyereza kuno bakuyunze ku bikolwa eby'obutujju, okukusa abantu, okukabasanya abaana kko…

Read More

Minisita w’ebyetaka ayongedde okujeemera akakiiko akanonyereza ku by’etaka.

Bya Ruth Anderah.   Ssentebe w’akakiiko akanonyereza ku mivuyo gy'etaka omukyala Justice Catherine Bamugemeire akaaye okukkakana nga awerezza ekibaluwa kibakuntumye eri minister akola ku by'etaka omukyala Betty Amongi, oluvanyuma lw'okugaana okulabikako leero nga bwabade asuubirwa. Kinajjukirwa nti minister ono abadde alina okujja anyonyole ku bikwatagana nensawo enzibizi ey’ebyetaka-[ land fund], nga kwogasse n’ebyokubba etaka erisangibwa wano e kololo…

Read More

Mu kenya amataba gaakatta abantu abasoba mu kikumi.

Bya samuel ssebuliba. Wano e  Kenya agavaayo galaga nga abantu 112 bwebafudde amataba, songa abasoba mu 260,000 basenguse okuva mu maka gaabwe. Ekitongole kya Kenya ekikola ku ntebereza yobudde kiraze nga embeera eno bwegenda okwongera okubijja, nadala ku mbalama z'enyanja Nalubaale ekitundu kye Rift Valley, amasekati ga Kenya n'ewalala. Bbo abaduukirize ob'omusalaba omumyufu bagamba nti amasaza eg'egwanga lino…

Read More

Abasomye eby’amafuta basabiddwa okwewandiisa eri gavumenti.

Bya Ritah Kemigisa. Ekitongole ekikokola ku by’amafuta ekya Petroleum Authority of Uganda kisabye bannayuganda bonna abalina  obuyigirize mu byamafuta okugenda beewandiise mu kitabo omuwandiikibwa buli mukugu alina ky’amanyi ku nsonga zino. Kinajukirwa nti mukaseera kano uganda esuubira nti wegunaakonera omwaka 2020 nga etandise okufulumya amafuta, wabula nakaano abantu abalina obukugu mu nsonga zino bakyali babbula. Twogedeko ne…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play