Bya Benjamin Jumbe
Gavumenti ya Uganda ekubiddwako enkata okwongera okuyamba abaundabunda.
Enkata eno eyobukadde bwa $ 6 evudde mu gwanga lya Japan, ngomubaka we gwanga eryo atuula kuno H.E. Amb. Kazuaki Kameda yeyamye nti bakwongera okuddukirira Uganda, okumalawo obwetaavu nomuwaatwa.
Ensimbi zino zigenda kutekebwa mu bitongole byekibiina kyamawanga amagatte, okuli UNHCR, World Food Program, Food and Agriculture Organization…
Bya Ruth Anderah
Akulira abayisiraamu aba-Tabliq Amir Sheikh Yunus Kamoga atuusiddwa ku kooti ejjulirwamu mu Kampala, gyeyekubira enduulu ngasaba ayimbulwe ku kakalu ka kooti, ate nokuwakanya ekibonerezo ekymuweebwa okusibwa amayisa ekyamuweebwa kooti enkulu ewuliriza emisango egya naggomola.
Okuyita mu banamateeka be aba Muwema and company advocates, agambti akuze asussa emyaka 60 atenga laina ebirwadde bya Ulcers ne pressure…
Bya Ritah Kemigisa
Omumyuka wa ssenkulu ku ttendekero e Makerere Prof Barnabas Nawangwe asubirwa okusisinkana abakulembeze babayizi olwaleero, okukanya kungeri yokuyimirizaamu akegugungo, akagenda mu maaso.
Bino webijidde ngabayizi bayingidde mu lunnaku olwokusattu, nga bekalakaasa.
Okusinziira ku mwogezi wa Makerere Ritah Namisango, Vice Chancellor agenda kwogera ku bizibu byabayizi nokutema embpenda okubigonjoola.
Abayizi okuva ku ntandikwa ya wiiki eno basazeewo…
Bya Ivan Ssenabulya
Okuwulira omusango oguwaknya etteeka eryokyokujja ekkomo ku myka gyomukulembeze we gwanga kuddamu nate olwaleero.
Okwawukana ku byabddewo olunnaku lwe ggulo, olwaleero abajulizi babiri, ababaka Moses Balyeku ne Margaret Muhanga bagenda kubuzibwa nga bayita ku mutimbagano mu ssekayunzi owa Skype nga kitegzeddwa nti tebali mu gwanga.
Kooti essubirwa okutandika ku ssaawa 4 ezenkya.
Olunnaku olwe ggulo abantu…
Bya Samuel ssebuliba.
Eyali akulira police ye Buyende, Muhammad kirumira atabukidde baserikale banne wali ku kitebe kya police e Naguru bwebabade bagezaako okugaana banamawulire okubaawo nga kooti emutyemulira omisango.
Leeri kooti eno lw’ebadde erina okusala emisango egirudde nga givunanibwa Kirumira, okuli okusiiwuka empisa , okutulugunya abantu ko n'ebirara, kyoka banamawulire olutuuse kooti nebagobaganya, ekinyiizizza kirumira
Kati wano…
Bya Ritah Kemigisa.
Ebaluwa omuwala gyeyawandiika nga anyonyola ebyamutuukako.
Police wano e makerere ekutte omukozi wetendekero lino nga kigambibwa nti yakwatiddwa kukatambi nga aliko omuyizi gw'akabasanya kko n'okummutigatiga.
Twogedeko n'ayogerera etendekro lye makerere Ritah Namisango, nagamba nti omukulu ono mukaseera kano ali ku police ye Wandegeya
Ono okukwatibwa kidiridde omuwala gweyabadde yerigomba naye okumukuba ekifananyi nakiteeka kumutimbagano gwa internet.
Kati…
Bya Samuel Ssebuliba ne Ruth Anderah.
Leero E mbaale ewali omusango ogw'okujja ekomo ku myaka gy'omukulembeze we gwanga , abantu abawerako leero balabiseeko mu kooti eno okubaako byebattangaaza,
Abamu kubalabiseeko kuliko omuwandiisi ow’enkalakalira mu ministry ekola ku byensimbi Keith Muhakanizi, ayali aduumira police ya Kampala Frank Mwesigwa, Aduumira ebikwekweto bya police Asuman Mugyenyi, aduumira…
Bya Sam Ssebuliba
Gavumenti ejjeewo emitendera ejimu, ejiyitwamu okuzzaawo sim carda ezibeera zibuze.
Bwabadde ayogera ebyo ebyatukiddwako mu lutuula lwaba minister olwa Balaza, akulira media center Shaban Bantaliza ategezeza nti kyakanyiziddwako, emisoso gino okutwalanga olunnaku lumu ngakakiiko akebyempuliziganya mu gwanga aka Uganda communications commission, kekanavunayizbwanga.
Kati UCCU ewereddwa ebyuma ebisoma card 50 nga byakutekebwa mu biffo 50 okwetoola…
Bya Ivan Ssenabulya
Okuwulira omusango oguwakanya etteeka eryajja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga kuzeemu, olwaleero mu kooti enkulu e Mbale.
Omubaka wa munispaali eye Mukono Betty Nambooze yatandise nokuwa obujulizi bwe, ku biki ebyali mu palamenti mu biseera byokukubaganya ebirowoozo nokuyisa etteeka lino.
Nambooze yayitibwa nabakungu abalala okubaako byebabuzibwa.
Ono abuziddwa lwaki balemera mu palamenti, waddenga ekiragiro kya…
Bya Sam Ssebuliba
Omu ku ba Kijambiya, ababiri abatoloka mu kkooti e Masaka abateberezebwa okubeera emabge wobutemu mu bitundu bino, omulala akubiddwa aba Flying Squad, nabuuka nebisago.
Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emillian Kayima akakasizza okukubibwa kwa Musa Galiwango nga kigambibwa nti akubiddwa ku ssaawa nga 8 2ekiro kya leero ku kyalo Kigalama e Rushame mu district…
