Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omutanda akubye akaama obukiiko bwe’byalo buzibwewo

Bya Gertrude Mutyaba Olwaleero obuganda bwegasse awamu okujaguza amazalaibwa ge Empologoma ya Buganda, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11, age 63. Emikolo gino gikwatiddwa mu ssaza lya Beene erye Buddu e Vila Maria. Omukolo gwetabiddwako namungi wo’muntu nabakungu mu bwakabaka bwa Buganda nemu gavumenti eya wakati saako abakulembeze abe nonno abalala okuva mu bitundu ebyenjawulo. Omutanda yennyamidde olwekitta bantu…

Read More

Joshua Cheptegei akoze ebyafaayo

Bya Ritah Kemigisa Munn-Uganda Joshua Cheptegei akaoze ebyafaayo bwawangudde omudaali gwa zzaabu omulala mu mpaka za Common Wealth mu misinde egya meter 10,000 ezibumbujjira mu gwanga lya Australia. Ono ye muna-Uganda asoose okukola kino. Obuwanguzi bwe webujidde nga wakayita ennaku 5 bweyawangula mu misnde meter 5000. Joshua Cheptegei awangudde munansi wa Canada Mohammed Ahmed abadde mu kyokubiri ne Edward…

Read More

Ssabasajja Kabaka asiimiddwa olw’okukolera enyo Obuganda.

Bya Samuel ssebuliba. Wetwogerera nga emikolo egy'amazalibwa ga ssabasajja kabaka gigenda mu maaso wali e Masaka, era nga akadde konna omutanda wakwogerako eri  obuganda. Bwabadde ayimba ekitambiro kya misa ku mukolo guno, omusumba w’esaza  lye Masaka John Baptist Kaggwa  agambye nti Ssabasajja kabaka okuva lweyatuula ku Namulondo abadde kirabo kinene eri obuganda, era nga akoze binene…

Read More

Abaakwata omusibe eyatoloka mu kooti e Masaka bawereddwa obukadde 10.

Bya Getrude Mutyaba.   Poliisi mu greater Masaka ekwasizza abasirikale saako n’abatuuze b’eMukoko mu gombolola y’eBukulula mu district ye Kalungu ensimbi obukadde ekkumi ezaasuubizibwa Ssenkulu w’amakomera singa banaakwata abasibe babiri okuli Muhammad Kiddawalime ne Musa Galiwango abaatoloka mu kadukulu ka kooti Omuduumizi wa poliisi mu bendobendo ly’e Masaka Latif Zaake yabakwasizza ensimbi zino . Kinajukirwa nti mukiro ekyakeesa olw'okubiri,…

Read More

E kenya abantu abalina etaka eritakozesebwa bakuliweera omusolo.

  Mu Kenya  government ereese enkola ey'okusolooza omusolo ku taka lyonna eritakozesebwa okutandika n’omwaka ogujja. Minister akola ku by’etaka mu gwanga lino Farida Karoney agamba nti kino kikoleddwa okusobozesa buli muntu mugwanga lino okubaako kyazza eri egwanga nadala  abo abakinaetaka okujude ensiiko. Bino bigidde mukadde nga ne Uganda yakasalawo okutandika okusolooza emikutu gya social media okufunamu ku kasimbi.

Read More

Banansi ba Somalia basabiddwa okudda ku butaka- emirembe gikomyeewo.

Bya Samuel Ssebuliba. Banansi ba Somalia ababundabunda abali mu nkambi ez’enjawulo basabiddwa okutandika okusenguka mpola nga badda kubata kubanga mu kaseera kano Somalia etandise okuteeka Guno omulanga gukubiddwa omubaka w’ekibiina ky’amawanga amagatte mu Somalia  bwabadde akyadeko mu nkambi ye Dadaab  eri mu Kenya Kati ono agamba nti kano keekadde bano okutandika okudda kubutaka kubanga  emirembe gikomyeewo, songa n'ebyobufuzi…

Read More

Kampuni ezirmba bannayunda emirimo zakunonyerezaako.

Bya Ndaye Moses. Ababaka abatuula ku kakiiko ka parliament akakola ku kikula ky’abantu basabye ministry ekola ku kikula ky’abantu okwanguwa okukangavula company zabafere ezijja ensimbi ku banayuganda  nga babalimba okubawa emirimo. Twogedeko ne Beatrice Anywar  nga ono y'amyuka ssentebe w'akakiiko kano nagamba nti egwanga ligwana okwanguwa okukuuma banansi, okuva eri bano abefunyiridde ku gwokubanyaga. Ono agamba nti abantu…

Read More

Museveni agamba nti okutuula awamu kikulu

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni nomukulembeze we gwanga lya Zanzibar eyagenyiwadde kuno, Abeid Karume balaze obwetaavu eri abakulembeze bamwanga ga Africa okugabana ebirowoozo kungeri yokugonjolamu enjawukana Bino webijidde ngokulwanagana mu mawanga nga DRC, South Sudan namalala kuvuddeko, banatu bangi okusigala nga babundabunda. Bwebabadde balangirira olukungaana lwemirimbe olwa global peace leadership conference  olunabaawo mu mwezi…

Read More

Palamenti ekungubagidde omugenzi Mandela

Bya Sam Ssebuliba Palamenti ya Uganda olwaleero yegasse ku balala okukungubagira omugenzi Winnie Mandela eyafa wiiki ewedde. Omugenzi okwetoloola ensi ajjukirwa nga Maama wensi ye gwanga oluvanyuma lwokulwanyisa obusosoze mu langi, mu 1994. Ekiteeso okusiima omugenzi Winnie Mandela kireteddwa minister owa guno na guli Marry Karoro Okurutu, nekiwagirwa omubaka wa munispaali eye Rukungiri omubaka, Roland Mugume. Mugume ayogedde ku…

Read More

Ababaka batabukidde muka Museveni

Bya Sam Ssebuliba Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akebyenjigiriza bategezeza nti ekya gavum,enti okwongeza abasomesa ba science omusaala nebaleka abalala ebbali kikolwa kya kuboola basomesa. Okusinziira ku ngereka yemisaala gyabakozi ba gavumenti empya, abasomesa ba sciences bakufunaga obukadde 2 songa abalala bali mu mitwalo 63 buli mwezi. Bwebabadde basisinkanye minister webynjigiriza nemizannyo, mukomukulembeze we gwanga Janet Museveni…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play