Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Akakiiko kakutunula mu mateeka ku musolo

Bya Moses Kyeyune File Photo: Matia kasaija nga'genda okusoma embalirila ye gwanga Akakiiko ka palamenti akebyensimbi olwaleero kagenda kutuula, nga kasubirwa okutunula mu mateeka gomusolo gavumenti geyagala okuleeta, mu mbalirira yomwaka gwensimbi ogujja 2018/19. Ku ntandikwa yomwaka guno gavumenti yaleeta okusaba okukola ennongosereza mu mateeka gomusolo, Finance (amendment) Bill, 2018, Income Tax Bill 2018, Value Added Tax Bill…

Read More

Abawala 45 bebasobezedwako e Kamuli

Bya Opio Sam Caleb Abawala 45 bebakasobezebwako mu kitundu kyomwaka ekisoose mu district ye Kamuli yokka. Akulira ebyabaana nensonga zamaka ku CPS e Kamuli, Richard Kagoda agamba nti emiwendo giri wagulu. Wabula agamba nti gino gyejasobodde okutuuka ku poliisi kubanga waliwo, ejimu abazadde gyebataloopa nebekobaana nabazzi bemisango okufuna ssente. Kino poliisi erabaudde nti kimernya mateeka era tekitekawo bwenkanya eri…

Read More

Nabakyala wa Tooro agenda kulabikako mu kakiiko

Bya Ruth Anderah File Photo:Catherine Bamugemereire nga yogeera Nabakyala wobukama bwa Tooro Best Kemigisa olwaleero asubirwa okulabikako mu kakaiiko akanonyereza ku mivuyo gye ttaka, okwenyonyolako ku bimwogerwako nti yezza ettaka lyabalangira mu Bukama. Wiiki ewedde ssentebbe wakakiiko, omulamuzi  Catherine Bamugemeire yayisa ebiwandiiko ebiyita Nabakyala, olwaleero okwenyonyolako. Mu kwemulugunya okwaletebwa mu kakiiko kano, abolulyo olulangira baagamba ntio ono agenize atunda…

Read More

Kitatta adda mu kooti olwaleero

Bya Ruth Anderah Ekifananyi: Kitatta ngakabira mu kooti gyebuvuddeko Omuyima wekibinja kya Boda-Boda 2010 Abdallah Kitata okuwulira omusango gwe mu kooti yamagye etuula e Makindye, kugenda kuddamu. Kitata nga mu kaseera kano ali ku alimanda mu nkambi yamagye e Makindye wamu nabalala 12 bakugenda mu maaso nokumegana nemisango gyebwe egyokusangibwa nebintu byamagye mu bukyamu. Kitata yye era aliko emisango 5 emiralala…

Read More

Pulezidenti asisinkanye abakungu mu Bungereza.

Bya Ben Jumbe. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni mukaseera kano ali e Bungereza  mu tabamiruka w'amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza aliko abantu  eb'enjawulo basisinkanyeemu neboogera ku nsonga ez'enjawulo ezigasa eggwanga. Abamu kubaasisinkanye kuliko ne minister wa Bungereza akola ku nsonga z'amawanga amalala nga ono ye Boris Johnson. Bano boogedde ku nsonga nyingi okuli okunyweze enkolagana y'amawanga gano g'ombiriri,era…

Read More

Abaakuba Angela Katatumba basatu bakaligiddwa.

Bya Ruth Anderah. Bwetutandikirako mu kooti agavaayo galaga nga abasajja basatu abakozi ba Chicken Tonight wano e Kabalagala abaakuba omuyimbi Angela Katatumba bwebasimbiddwa mu kooti okukakana nga basindikiddwa e Luzira. Abakozi abakaligiddwa kuliko Olubrworth Chuka Rogers owe myaka 26 nga ye maneger w'ekifo kino, Okirot Denis omukuumi ne Kaddu John . Bano balabiseeko mu kooti ye Makindye mu…

Read More

Akwatiddwa lwa kusobya kuwemyaka 13

Bya Abubaker Kirunda Omusajja owemyaka 35 akawatiddwa poliisi ye Kakira e Jinja nga kigambibwa nti yasobezza ku kawala akemyaka 13 gyokka. Omukwate mutuuze ku kyalo Wanyange mu gombolola ye Mafubira nga kigambibwa nti teyakoma okwo, naye yatikka nakawla ettu lyamugema. Omuddumizi wa polisii mu bitundu bya Kakira David James Wamunyerere akaksizza nti akawala kano bakazudde nga kalian olubuto…

Read More

Abakiise babakozi ku District bakulondebwa

Bya Sam Ssabuliba File Photo: Abakoozi ngabaali mu bikajo Abakozi okukirirwa mu nkiiko eza wansi mu gavumenti ezebitundu, kyogeddwako nti kyekinamalawo ebikolwa byokukusa abantu okubatwala emitala wamayanja, okubafunira emirimu. Okusinziira ku mubaka wabakozi mu palamenti Arinitwe Rwakajara, abakozi bwebanakirirwa wakiri ku mutendera ogwa, kijja kuba kyangu okulondoola bameka abafuluma mu gwanga era mungeri ki. Bino webijidde nga May 17th…

Read More

Nambooze yemulugunya ku bukambwe bwa kooti

Bya Ivan Ssenabulya Ssabalamuzi we gwanga Bart Katurebe asabye gavumenti okusisa mu nkola, ekiragiro kya palamenti mu mwaka gwa 2009 okwongera ku balamuzi ba kooti enkulu okutuuka ku balamuzi 82. Katurebe wabula era anenyezza palamenti olwobutalondoola bulungi emirimu gye ssiga eddamu, ngategezeza nti nababaka tebafangayo okumanya kino wa wekyakoma. Ssabalamuzi Bart Katureebe abadde Mukono mu kuggulawo olutuula lwa…

Read More

Ssiriimu yejiriisa mu Nyendo

Bya Gertrued Mutyaba Akabuga ka Nyendo kanokoddwayo nga kekamu ku businga okubeeramu omuwendo gw’abantu abalina akawuka ka mukenenya nga mu kiseera kino bali ku bitundu 18%. Okusinziira ku Dr Kizza Amooti okuva mu Uganda cares ettabi ery’eMasaka, akabuga kano kalimu abantu bangi nga n’ebifo ebisanyukirwamu biyitirivu bwogerageranya n’ebitundu ebyetooloddewo. Abantu ab’enjawulo bagamba nti ekiviiriddeko obulwadde okusaasaana bwebwetaavu abaana…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play