Bya Moses Kyeyune
Palamenti olwaleero egenda kuddamu okutuula, oluvanyuma lwomwezi mulamba nga bali mu luwummula.
Kisubirwa nti ebeimu byebatandikirako gyemirimu nemisoso ku kuyisa embalirira ye gwanga, ejikyaliwo ngokuteesa ku statimenti nokusaba kwembalirira okuva mu ministry yenjawulo.
Palamenti mu kudda era yakuteesa ku mateeka mu bubage ku musolo ne nnongosererza gavumenti zeyagala okukola.
Okusinziira ku tteeka lyebyensimbi erya 2015, embaliririra…
Bya Moses Kyeyune
Abantu babulijjo bagenda kwetaba mu kuteesa okwawamu ku musolo omuppya gavumenti, gweyagala okuleeta mu mbalirira yomwaka gwebyensimbi ogujja 2018/19.
Akakiiko ka palamenti akebyensimbi nebyenfuna, kekagenda okufuna endowooza zabantu ku mateeka agali mu bubage agayanjulwa gavumenti eri apalementi gyebuvuddeko.
Bano bagenda kukunganira mu kisenge kya palamenti omutesezebwa.
Ssebuliba samuel
Abalamuzi aba kooti enkulu kikasiddwa nga bwebatagenda kulaba ku nyongeza ya musaala,newakukubadde banaabwe aba kooti ento bbo bagenda kwingezebwa.
Kinajjukirwa nti bano omwaka oguwedde baateka wansi ebikolwa nga babanja musaala, wabula government nebakakanya nga ebasuubiza okubafaako mu mwaka gwebyenimbi guno.
Kati bwabadde ayogerera mukugulwo omusomo ogw’okubangula abalamuzi, ssabalamuzi wa justice Bart Katurebe agambye nti yategeezeddwa nti…
By S samuel Ssebuliba.
Omukulembeze wa Burkina Faso, Marc Christian Kabore ategeezeza nga bwayagala enkolagana wakati wa Uganda ne Bukinafaso eyongere okunywera.
Bwabadde ayaniriza omubaka wa Uganda mu gwanga lino Amb. Nelson Ocheger , president agambye nti amawanga gano galudde nga gakolagana , kale nga kino kigwana okwongera okunyewera.
Ono anokodeyo ensonga nga eby'obusubuzi, eby'okulima, ko n'ebirara nga…
By Ruth Anderah.
Waliwo omujaasi nanyini kizimbe okuli edwaliro elya Nakasero hospital agenza mu kooti ekola ku by'obusubuzi, nga agamba nti bano balemeddwa okumusasula ensimbi obukadde 600.
Gen. Joram Mugume nga yenyini kizimbe kino agamba nti okuviira dala nga October- December 2017 abadde tafuna nsimbize ezobupangisa, kale nga kwekusalawo okubatwala mu kooti.
Gen. Mugume agamba nti bweyalaba nga…
Bya Samuel Ssebuliba.
E bibiina by’obwanakyewa bisabye gavumenti okuddamu okwetegereza emisolo emipya gyeyagala okuteeka ku banayuganda mu mwaka guno ogwebyensimbi ogujja, kubanga egisinga gyakunyigga banayuganda.
Bwabadde ayogera ne banamawulire Nelly Busingye okuva mu kibiina kya SEATINI Uganda , agambye nti emisolo ku mobile money ko negitekeddwa ku nsimbi eziri mu bank gwabulabe nyo, eri eby'enfuna.
Mu musolo…
ByaRitah Kemigisa.
Abaaliko ba musaayi muto ba Democratic party kyadaaki bafunye ekifo e makerere awo ku Rugby grounds nga eno gyebagenda okuteeka tabamiruka waabwe.
Kinajukirwa nti bano batutte ebanga nga banoonye webagenda okuteeka tabamiruka waabwe, kino kyabaleetera n'okulowooza nti police yebayiganya.
Twogedeko n'omu kubano Dr Lulume Bayiga n'agamba nti olw'ebbula ly'ensimbi, nemitawaana gyonna gyebaayisemu, tabamiruka ono takyabadewo nga…
Bya Magembe Ssabiiti
Police e Mubende ekutte Ssemaka owemyaka 35 Kabagambe Yeyiro omutuuze we Nabingoola lwakukira mune namukuba etafaali ku mutwe nafa olwe banja erye 2000 zabadde agaanye okumusasula/
Ettemu lino libadde ku kyalo Nkolabaseka mu gombolola ye Nabingoola ngatiddwa ye Ssemugabo Deo owemyaka 35 ngafudde atusibwa mu ddwaliro ekkulu e Mubende.
Omuddumizi wa police e Mubende Ayoko…
Bya Abubaker Kirunda
Poliisi mu district ye Luuka eriko omusajja owemyaka 37 gwegalidde, bweyakidde muwala wa mukazi we namusobyako.
Omukwate mutuuze we Kitwekyambogo mu Kiyunga Town Council nga kigambibwa nti bamukutte lubona ne kawala ke kano akemyaka 12, ngasinda nako omukwano.
Omukazi agamba nti yabadde afumba wabula, wabula bweyazeeko mu nnyumba yasanze omusajja azze ku mwana amukola ebyensonyi.
Omwogezi wa…
Bya Malikh Fahad
Police ye Butenga mu district ye Bukomansimbi erijko omusajja gwekutte nga kigambibwa nti yakidde mukayala we namutema ebiso.
Maria Gorette Mpumiire nga mutuuze we Kiwumu mu gombolola ye Butenga yanyiga ebiwundu ku ddwaliro lya Butenga health center oluvanyuma lwomwami we Patrick Kalyango, okumutema.
Okusinziira ku ssentebbe we kyalo Musa Lutwama, Kalyango yatemyeko mukazi we omukono,…
