Bya Ruth Anderah
Frank Gashumba ne Muganda we Innocent Kasumba olwaalero bavunaniddwa mu butongole mu kooti ya Buganda Road, oluvanyuma lwakediimo kabawaabi ba gavumenti, okuyimirizibwa omwaka oguweddes.
Bazeemu nebabasomera emisango egyobufere, okusangibwa nebiragalalagala mu maaso gomulamuzi James Eremye Mawanda, wabula nebagyegaana.
omuwaabi wa gavumenti Nelly Asiku ategezeza kooti nti mukama we Jonathan Muwaganya yamanyi obulungi emisango gyabavunanwa, nasaba…
Bya Ruth Anderah
Omusango gwokukuma omuliro mu bantu oguvunanibwa Dr. Kiiza Besigye gwongezeddwayo okutuuka nga March 6th 2018 mu kooti e Mbarara omulamuzi aguli mu mitambo Sanyu Mukasa olwobutabaawo ngali mu lwummula.
Dr. Besigye avunanibwa ne presidenti wa FDC, Amuriat Patrick Oboi, Ingrid Turinawe, Mubarak Munyangwan nomugoba we Kato Fred.
Bano bavunanibwa emisango okuli okukuma omuliro mu bantu, okukuba…
Bya Ivan Ssenabulya
Akuliira abasawo abazaliisa mu ddwaliro lya Mukono Health Center IV - Alex Namala alaze okutya olwo'muwendo gwa'baana abato wakati we'myaka 10 ne 19 abazaala nga tebanetuuka.
Ono ategezeza nti mu kugeragerannya omwaka 2016 ne 2017, emiwendo gizze girinnya okuva ku baana 1,765 okudda ku baana 1,785 ekyeralkiriza.
Agamba nti abaana bano batto, era bangi tebamayi…
Bya Magembe Ssabiiti
Police e Mubende eli kumuyiggo gwa battemu abawambye omukazi mu kiro ekikesezza leero nebamusobyako n’oluvanyuma nebamutta.
Ettemu lino libadde ku kyalo Luswa mu gombolola ye Myanzi e Mubende nga atiddwa ye Namuyomba-Robina atemera mu gy’obukulu 29 ngomulambo gwe gusangiddwa okumpi n’ekubo.
Akulira bamemba ba police e Mubende Swalik Dauda ategezezza nga police bwetandiise okunonyereza abenyigidde…
Bya Ivan Ssenabulya
Amaka agasoba mu mitwalo 19 bebagobw aku ttaka mu bukyamu enelyanyi mu district ye Mubende mu mwaka oguwedde 2017 gwokka.
Bino birabikidde mu alipoota eyemikko 56 ekwata ku kibba ttaka, efulumiziddwa aba Witness Radio.Org gyebafulumizza olwaleero.
Alipoota eraga nti abantu bafiriddwa ettaka hectare obukadde 2 nga litwalibwa bamusiga nsimbi, nabagagga bamuno, abagamba nti balina abanene…
Bya samuel ssebuliba.
Police wano e Karamoja ategeezeza nga bweweze obutale bwente mu bitundu bino, nga kino kigenderedwamu kulwayisa abanyaga ebisolo mu bitundu bino.
Twogedeko n'omubaka wa president mu kitundu kino Samuel Mpimbaza Ashaka mu Abim District n'agamba nti abalunzi abava mu Kenya baludde nga banyaga ente zaba karamoja, kale nga waliwo okutya nti bayinza okuzitunda mu…
Bya Ruth Anderah.
Eyaliko omubaka we Kyadondo East, Apollo Kantinti ayitiddwaa mu kooti mu bwangu dala, nga ono ekimutawunkanya kulemwa kusasula banja lya bukadde 260 zeyeewola okuva mu Standard Chartered Bank mu mwezi gwa June-2016.
Ebiwandiiko ebiteekedwako omukono gwamyuka ssabawandiisi wa kooti Olive Kazaarwe ,biraga nga Kantinti bwalina enaku 10 okwenyonyolako mu maaso gomulamuzi Elizabeth Alividza .
Obujuli…
Bya Getrude Mutyaba.
E Lyantonde tutegeezeddwa nga abalwadde bweboolekedde okufa olw’eddagala eriruddewo okutuusibwa mu ddwaliro lino erya gavumenti.
Akulira eby’obulamu mu district ye Lyantonde Dr Okoth Obbo agamba nti beeraliikirivu ku bulamu bw’abalwadde olwa gavumenti okulemererwa okubaweereza eddagala.
Dr Obbo agamba nti abalwadde bafuna bangi nga kyokka gavumenti ebawa eddagala tono ate nga omuwendo gweyongera buli lukya.
Abalwadde betwogeddeko…
Bya kyeyune Moses.
Ababaka ba parliament banna –NRM wetwogerera nga beevumbye akafubo wano ku office ya ssabaminister , nga bano ekibatuteyo kubaako nsonga ezigasa ekibiina zebakaanyako.
Twogedeko n’omubaka we kasanda Suth Simeo Nsubuga n'agamba nti ezimu ku nsonga zebagenda okuteesako kekalulu ka referendum akakyali mu lusuubo.
Kinajukirwa nti oluvanyuma lw'ababaka okukola enongosereza mu ssemateeka nebeyongera emyaka 2, eky’omukulembeze…
By Damali Mukhaye.
Wetwogerera nga okukira abayizi abe Makerere abasoba mu 14,000 kugenda mu maaso, nga gano g’ematikira agakyasinze okubaako abaana abangi mu byafayo bya Makerere.
Mukwogera amyuka akulira etendekero lino Prof. Barnabas Nawangwe asabye abayizi bonna abagenda okutikirwa nti bagwana beewale okusoma omuwawa ate batandike okuyigga emirimo, wabula bbo benyini bafube kulaba nga bebatondawo emirimo bakozese…
