Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omukazi asibiddwa lwakulagajjalira mwana.

Bya Ruth Anderah. Mu kooti: Omufumbo  ow’emyaka  makumi  22  asimbiddwa  mu  mbuga  z’amateeka navunanwa  omusango  gw’okulagajalira  omwana  we  owa sabiiti ebiri zoka. Nantambi Christine avunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi  we daala erisooka Patrick Talisuna omusango nagwegaana. Oluvanyuma lw’okwegaana omusango  omulamuzi amusindise ku alimanda e Luzira  agira  y’ebakayo okutuusa  Januarya 25 nga police bwemaliriza ogwaayo…

Read More

Makerere etandika leero okutikira abaana abasoba mu 14,000.

Bya Damali Mukhaye. Olunaku olwaleero etendekero elya Makerere lweritandika okutikira abaana abasoba mu mitwalo 14,000 , nga gano gematikira ag’omulundi- 68th Okutikira kuno  kugenda kumaala enaku 4, era kutandiise leero kuggwe ku lw’okutaano. Amyuka akulira etendekro lino Prof Barnabus Nawangwe , agamba nti bano bebaana abakyasinze obungi okutikirwa mu byafaayo bya Makerere bukyanga etendikibwawo. Abaana abagenda okusooka okutikirwa beebo…

Read More

Munnamwulire Muyanga Lutaaya abanjibwa obukadde 290

Bya Sam Ssebuliba Kooti enkulu e Jinja munamawulire, eyavuganya ku kiffo kyomubaka wa palamenti owe ssaza lye Bulamogi, Simon Muyanga Lutaaya okweyanjula ku Lwokusattu lwa wiiki eno nga 17th oluvanyuma lwokulemererwa okusasula ensimbi obukadde 290 eri eyamuwangula omusango Keneth Lubogo. Ebiwandiiko ebiyitra Muyanga Lutaaya, biyisiddwa omumyuka womuwandiisi wa kooti enkulu e Jinja, Jesse Byaruhanga. Muyanga Lutaaya akati alina…

Read More

Emmundu 48 zezinunuddwa

Bya Ritah Kemigisa Alipoota ya poliisi ekyasembeyo ku nkozesa ye mundu eeraze nti, emmundu 48 namasasio 524 byebyanunulwa mu mwaka gwa 2017 gwokka ekitongole kya police flying squad. Bwabadde ayogera ne banamwulire batuzizza ku CPS mu Kampala, omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima ategezeza nti emmundu zino zajibwa mu district ye Kiryadongo, Kisoro, Gulu, mu bitundu…

Read More

Gen Mugisha Muntu agenze kwebuza ku bantu-banna FDC bamwanukudde.

  Olunaku olw'aleero eyaliko omukulembeze w'ekibiina kya FDC Gen Mugisha Muntu bwatandise  kaweefube gweyalangira nga agamba nti ono wakwebuza kubannayunga  ku kyagenda okuzaako. Kinajukirwa waaliwo akatuubagiro nga omukulu ono yakawangulwa kubwa president bw'ekibiina kya FDC, ekyaletera n'abantu okulowooza nti yandiduka mu kibiina, kyoka nabategeeza nti okulangirira kyazaako asooka kwebuza ku banna- FDC mu uganda yonna Ono mungeri yeemu…

Read More

Chandi Jamwa asindikiddwa e luzira -wakumalayo emyaka 12.

Bya Ruth Anderah. Kooti ejuliriiIwamu kyadaaki ekalize eyaliko akulira ekitavu ky'abakozi David Chandi Jamwa ku kibonerezo kya myaka 12, nga kino kidiridde abalamuzi ba kooti eno okusazaamu okujulirakwe  ku nsonga eno. Ono leero akedde kweyoka mu maaso g'abalamuzi basatu aba kooti eno , kyoka bonna nebakaanya nti omulamuzi John Bosco Katutsi eyali amuwadde ekibonerezi kino okusooka…

Read More

Abajja ekomo ku myaka gya president batwalidwa mu kooti.

Bya Ruth Anderah. Ekibiina ekitaba banamateeka mu uganda ekya Uganda Law Society kidukidde mu kooti etaputa ssemateeka, nga bano kuwakanya ekyokujja ekomo ku myaka gyomukulemebeze we gwanga Bano mukugenda kooti bagenzeeyo nga bakulembedwamu president w'ekibiina kino Gimara,  munamateeka omukukunavu mu uganda Prof Fredrick Ssempbewa ko n'omubaka we Agago North prof. Morris Ogenga Latigo. Bano bagamba nti  amakubo gonna…

Read More

Taata yegadanze ne muka mwana

Bya Samuel Ssebuliba Mu district ye Kapchorwa waliwo omusajja wa myaka  53 akwatiddwa, nga kigambibwa yakakanye ku muka mutabani we n’amusobyako. Ayogerera police mu kitundu, Rogers Tayitika agamba nti amawano gano gabadde ku kyalo Kapckwata mu gombolola ye Chema. Ono agamba nti abatuuze bebaalabye taata ono ngayingira mu nyumba ya mutabani we, natandika okunyumya akaboozi ne muwala we-muka…

Read More

Ebibuuzo 2,559 byebikwatiddwa

Bya Ndaye Moses ne Ivan Ssenabulya Ekitongolekyebigezo mu gwanga kikutte ebibuuzo byabayizi 2,559 lwakwenyigira mu kukoppa. Ssabawandiisi wa UNEB, Dan Odongo ategezeza nti baganda kukola okunonyereza, nokubyekenneya oluvanyuma balangirira ekyenkomeredde. Agamu ku masomero agakwatiddwa ebibuuzo byago kuliko Hope Lives Elementary P/S mu district ye Alebtong, Kigungumika P/S mu district ye Bukomansimbi, Kyengera Parents P/S Mugongo e Wakiso, Namasuba…

Read More

Omubaka acoomedde abalokole.

Bya Ivan ssenabulya. Omubaka wa Mukono South mu palamenti,  Johnson Muyanja Ssenyonga avumiridde abasumba abasiiba mu masinziizo nga basaba nebatabaako mulimu gwebakola oguvaamu ensimbi. Muyanja bino abyogeredde mu nsisinkano gyabademu n'abasumba b'abalokole ebegattira mu kibiina kyabwe ekya  Love, Peace and Unity Pastor’s Forum Muyanja agamba nti bangi banoonya Mukama nebamala obudde bungi, nebalemwa nokukola, kyagamba ngi kikyamu.

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play